• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Sunday, August 14, 2022
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omugagga Lwasa Akwatiddwa, Ensonga zekuusa ku bufere n’okusima Gold

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6th April 2022 at 12:03
in Luganda, News
21 1
0
Omugagga Lwasa; nga ojjeeko okweyita Team Kawumbi, muwagizi wa  Express atakyukakyuka 

Omugagga Emmanuel Lwasa Kawesi

11
SHARES
548
VIEWS
ShareTweetSendShare

Poliisi mu Kampala ekutte ne ggalira omugagga Emmanel Kaweesi Lwasa ku bigambibwa nti aliko ebiwandiiko bye yajingajinga saako ne mikono gya bantu abakulu mu minisitule ye by’obugagga eby’omuttaka.

 Okusinziira ku mumyuka w’omwogezi wa Poliisi mu Kampala ne miriraano Luke Oweyesigyire, Lwasa yakwatiddwa ku mande nga kigambibwa nti aliko ebiwandiiko ebijingirire ebikwata ku kusima Zaabu bye yafulumya.

Okukwatibwa yasangibwa Najjanankumbi ku offiisi ye ku misango gy’okujingirira omukono gwa Dayirekita ku kwekeneenya ebilombe omusimibwa eby’obugagga by’omuttaka ( Director Geological survey and mines) Alaba saako ne Grace Lajwe nga naye mukozi mu Minisitule eno nga alaga nti bano baawa obuyinza kkampuni ze okuli Trans Equator Miners Ltd ne Trade Pannel International Limited okusima zaabu mu bilombe okwetoloola e Gwanga.

Owoyesigyire yagambye nti kino kyadiridde poliisi avunanyizibwa ku kukuuma eby’obugagga by’omuttaka okutandika okunonyereza baani abajingirira emikono gya bakulu mu minisitule era ne bakizuula nga Lwasa yoomu ku bbo.

Ono era abadde yakajja ateebwe ku nsonga ezifananako bwe ziti nga mu January yakwatibwa oluvanyuma lw’okufuna ensimbi mu lukujjukujju obukadde 200 okuva mu munnansi wa China oluvanyuma nateeba ku kakalu ka Poliisi.

Kkampuni ze okuli Trans Equator Miners Limited ne Trade Pannel International Limited, zonna zikola mirimu gya kusima n’okutunda Gold.

Ono era amanyiddwa nnyo nga omulyi wa ssente mu kibuga era nga n’abakyala buli kadde aba akyusakyusa.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: Luke OweyesigyireLwasa Emmanuel KaweesiTrans Equator Miners Ltd
Previous Post

MICHAEL ABONEKA: It is time for National truth telling reconciliation

Next Post

MP Rukaari makes moving eulogy of fallen speaker Oulanyah

Next Post
MP Rukaari on spot over ‘fraudulent’ purchase of Uganda Railway land

MP Rukaari makes moving eulogy of fallen speaker Oulanyah

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....