• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Mu NRM nali noonyayo sente naye nga ndi wa DP kakongoliro, Chameleone

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
9 0
Mu NRM nali noonyayo sente naye nga ndi wa DP kakongoliro, Chameleone

Omuyimbi Jose Chameleon nga amanya ge amatuufu ye Joseph Mayanja wakati n'abamu ku bakulembeze ba Dp nga bamukwasa kaadi ye kibiina kya Dp

Share on FacebookShare on Twitter

OMUYIMBI Yosefu Mayanja amanyiddwanga Chameleone avuddeyo natangaaza ku bigambibwa nti abuzabuza  nti wa DP kumbe munnaNRM kayingo, nagamba nti eri mu NRM yali agenzeeyo kunoonya sente naye nga ye munnaDP kakongoliro.

Mayanja olunaku lwe ggulo yayingiziddwa mu butongole mu kibiina kya Dp ku mukolo ogwabadde ku Sharing Hall e Nsambya, era nga yawerekeddwako n’abenganda ze bakira bajjuliza buli kadde nti bonna ba DP okwabadde ne nnyina amuzaala.

Ygambye abeetabye ku mukolo guno nti ekyamazima tabeerangako wa NRM era nti mu kibiina ekyo yagendayo kuyimba saako n’okufuna ensimbi nga omulimu gwe ogw’okuyimba kye gwali gumulagira mu kiseera ekyo, era naayimba ennyimba eziwaana Pulezidenti Museveni, naamusasula byonna ne biggwera awo.

Hill Water

“Bannange kati nsaba munzikirize nkomyewo eka mu kibiina kyange ne Famire yange bonna kye bakiririzaamu, eri nga omuntu omulala omukozi wa sente kye yandikoze nange kye nakola, Tubonga nawe naluyimba Museveni yansasula simubanja era sente nazifuna naye kati nkomyewo waka waffe mbasaba mumpandeko eddusu” Mayanja bwe yagambye.

Yanyonyodde nti abalowooza nti alina amalala ekyo ssi kituufu naye kino yakyesigamizza mu nsimbi ennyingi ze yafuna nga akyali muto myaka 19, nagamba nti naye kati yakula byonna yabissizza ebbali kati ayagala kufuuka mukulembeze.

Chameleone kigambibwa nti ayagala kwesimbawo ku bwa Loodi Meeya wa Kampala ekifo ekilimu Lukwago mu kiseera kino era nga ayagala Dp emukwase ebendera afune n’amaanyi okuva mu people Power awo alyoke alumbe.

Ye akulira ekibiina kya Dp mu ggwanga Norbert Mao bwe yabadde akwasa Chameleone obubonero okuli enkumbi saako ne bendera ye kibiina yagambye nti bagenda kwaniriza buli muntu yenna analaga obwetaavu nti ayagala okuyingira DP era bamuwagire.

Ku mukolo guno era baayingizza n’abadde munnaNRM Rev Peter Bakaluba Mukasa eyesogga Dp gye buvuddeko, nga ono agenda kuvuganya mu kifo ky’obwaSsentebe wa Disitulikiti ye Mukono.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1Send
Previous Post

Jazmine, former singer Ritah Kigozi in row over song, blames composer

Next Post

Ssemujju tells Chameleon there is no money in politics, Democratic Party

Next Post
Ssemujju tells Chameleon there is no money in politics, Democratic Party

Ssemujju tells Chameleon there is no money in politics, Democratic Party

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In