• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Munnamawulire Kiggundu alayidde okusikayo Migadde ku ky’obubaka bwe bizinga bye Buvuma

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
15 0
Munnamawulire Kiggundu alayidde okusikayo Migadde ku ky’obubaka bwe bizinga bye Buvuma

Omubaka Migadde Robert ku kkono ne Munnamawulire Ben Kiggundu ayagala okumuvuganya

Share on FacebookShare on Twitter

EMBEERA ye by’obufuzi mu bizinga bye Buvuma atandise okujjamu ebugumu munnamawulire Ben Kiggundu bwavuddeyo n’alangirira nti nga bwasazeewo okuvuganya ku kifo ky’obubaka bwa Palimenti mu kitundu kino.

Ekifo kino kati kirimu omubaka Robert Migadde Ndugwa akibaddemu okumala ebisanja 2.

Kiggundu nga emirimu gya mawulire agikakkalabiza mu Disitulikiti ye Jinja agamba nti yali agenda kujja mu mwaka gwa 2016 kyokka abataka mu kitundu ne bamugamba agira alindako nti kubanga yali akyali muto, kyagamba nti kati asajjakudde ekifo akisobola.

Hill Water

Okwogera bino kiggundu yabadde mu mboozi eyakafubo ne WatchDog Uganda ku lw’okubiri, bwabadde ayogera ku bimu ku bigendererwa ebimuggyeyo nasalawo okwesimbawo ku kifo ky’obubaka.

Yagambye nti abantu abawangaliira mu Bizinga bye Buvuma beetaaga okuyamba ennyo naddala okufuna eddoboozi elyawamu era eliwulirwa, okusobola okugonjoola ebizibu byabwe.

Yawadde eky’okulabirako nti abatuuze ku bizinga bino batulugunyiziddwa nnyo abajjaasi abasindikibwayo okulwanyisa envuba embi baagamba nti bano omulamwa baguvaako dda, wabula ne basalawo kwenyigira mu bikolwa byayogeddeko nga ebityoboola eddembe ly’obuntu nga tewali abakuba ku mukono.

Yanyonyodde nti abatuuze abalala ebibanja byabwe bibatwaliddwako abantu abagendayo nga bavudde ku lukalu nga bano baagufuula muze okubabuzabuza nga Gavumenti bwegenda okubasasula esimbe ebinazi mu ttaka lyabwe nti kyokka bamaliriza bafuuse ba bbulooka olwo ne badda ku bibanja bya batuuze ne babitwala nga yadde okubasasulayo akasente.

“Embeera eno ne ndala omuli eby’enjigiriza saako n’ebyobulamu binyize nnyo abantu baffe kyokka nga teri mukulembeze avaayo butereevu kubalwanirira, n’olwekyo kuluno nzize omwana waabwe abakulembeze abaliko webanaaba bakomye wengenda okutandikira” Kiggundu bwe yagambye.

Kiggundu ayatikiridde nnyo mu kitundu kye Buvuma naddala bwe kituuka kukulwanirira abantu ba wansi abalina ebizibu omuli abatwaliddwako ettaka lyabwe, okwanika embeera ya massomero mwe gali ku bizinga, eby’obulamu nga kwotadde ne ddembe ly’obuntu.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share3Tweet2Send
Previous Post

Pregnant employee suspended for denying boss sex

Next Post

BoU’s currency Director released on Shs40m bail

Next Post
BoU’s currency Director released on Shs40m bail

BoU’s currency Director released on Shs40m bail

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In