• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Si gwe mulundi ogusoose abatemu okunegezaamu okunzita, bampaako n’obutwa, Nantaba ayogedde

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
7 years ago
in Luganda, News
13 0
ShareTweetSendShare

MINISITA Omubeezi owa Tekinologiya Idah Nantaba era nga ye Mubaka omukyala akikirira Disitulikiti ye Kayunga mu Palimenti avuddeyo nategeeza nti ssi gwe mulundi ogusooka abatemu okwagala okutwala obulamu bwe, nagamba nti ye akikakasa nti omuvubuka Ronald Sebulime yali ayagala kumutta.

Mu mboozi eya kafubo ne Watchdog Uganda Nantaba yategezezza nti awulidde amaloboozi mangi nga abantu boogera nga n’abamu tebalina kituufu kye baamanya ku by’aliwo ku lunaku lwa ssande.

“Nze neesiga Katonda wange yekka kubanga yantaasa ku batemu bonna abazze baagala okutwala obulamu bwange. Mu kusooka abatemu nga beerimbise mu Poliisi baali bankubye amasasi nga 26/10/2015 ku kitebe kya Poliisi mu Town Council ye Kayunga, era Poliisi yenyini yanfuuyira
omukka ogubalagala oluvanyuma ogw’azuulibwa nti tegwali guno ogukozesebwa bulijjo mu kukkakanya obujagalaro, kubanga gw’ankosa nnyo era ne mmala akaseera nga nzijanjabwa mu malwaliro ag’enjawulo.

Omwaka oguwedde nasalawo ne njabulira amaka gange n’okutuusa kati sigaddangamu, kubanga waaliwo abantu abeeranga  ku pikipiki nga banondoola buli kadde era olumu neekengera n’embaako we nakyama mu bitundu bye Mengo nga neefudde agenze okugula emmere ye mbwa zange, era eno nalwayo kko nga nninda ekiddirira.

Oluvanyuma nakitegeera nti bano baagenda ku geeti yange nga balina ne mmundu ne bagumba awo, baamalawo akaseera nga balaba situuka ne basalawo okukonkona era muwala wange Stella Najjemba yajja naggulawo nga alowooza nze nkomyewo.

Bano bamubuuza oba nga nali nyingidde wabula nababuzabuza nti tamanyi oba mwendi, naddayo munju munda nankubira essimu nantegeeza nti Maama tokomawo waliwo abasajja 2 ku geeti bali mu ngoye z’aPoliisi ne pikipiki etaliiko nnamba omu akutte emmundu omulala talina.

Baalindirira wabweru okumala akaseera era saakomawo waka okusinziira ku magezi  muwala wange ge yali ampadde, n’okutuusa kati nasenguka siddangayo n’okutuusa kati.

Guno ogw’okussande nkitwala nti mulundi gw’akuna nga baneegezaamu, kubanga omuntu agenda okukyalira abaana ku ssomero e Kabimbiri ayitawo atya nagenda mpaka ku Sezzibwa? Ye abange bwaba kale yali abuze bwe bamulagirira lwaki bwe yakomawo emabega teyakyama ku ssomero?, wabula yasalawo kungoberera ne tuyita e Namaliiri, Ndese, Nakifuma  zonna Tawuni ezo nga angoberera kyagamba nti yali yali akyabuliddwa essomero mwe yatwala abaana be okusoma?

“Olulala abatemu era bampa obutwa n’entwalibwa e Nairobi abasawo ne bagezaako okunzijanjaba era ne bampereza e Washington mu America gye nawonera, kale olw’okuba abantu ebintu ebintuukako ebisinga tebabimanyi mbisilikira ky’ova olaba nga teri ampolereza” Nantaba bwe
yayongeddeko.

Yategezezza nti akyayagala Poliisi emunyonyole ani eyalagira abaselikale okutta Sebulime nti kubanga yali ayagala bamuleetere nga mulamu amunyonyole lwaki yali amulondoola, oba ani amutuma.

Ku nkomerero ya Sabiiti ewedde Minisita Nantaba yategeeza Poliisi ye Naggalama nga bwe waaliwo omuntu amulondoola ku Pikipiki okuva ku mugga gwa Sezzibwa okutuuka e Naggalama, era poliisi n’emutebuka n’emugoba okutuusa bwe yamukwata, n’emussa ku mpingu wabula ne kitegerekeka nti baamutta nga bamaze okumusiba ekyaviirako omwogezi wa Poliisi mu Ggwanga Fred Enanga oketonda ku lwa basajja baabwe olw’ekikolwa ekyakolebwa abaselikale b’ekitongole kya Poliisi.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share80Tweet2SendShare

Related Posts

News

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52
National

DIPLOMATIC EMBARRASSMENT: Eswatini Revokes Bamwine’s Honorary Consul Appointment Amid CID Fraud Probe

4th November 2025 at 07:36
News

President Museveni announces massive fish farming drive as he campaigns in Serere 

3rd November 2025 at 19:21
Next Post

Hillary Onek to Rwanda: Why do you close your borders after we fed and looked after you?

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3220 shares
    Share 1288 Tweet 805
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    42 shares
    Share 17 Tweet 11
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    38 shares
    Share 15 Tweet 10
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1311 shares
    Share 524 Tweet 328
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    133 shares
    Share 53 Tweet 33
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52

DIPLOMATIC EMBARRASSMENT: Eswatini Revokes Bamwine’s Honorary Consul Appointment Amid CID Fraud Probe

4th November 2025 at 07:36

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52

DIPLOMATIC EMBARRASSMENT: Eswatini Revokes Bamwine’s Honorary Consul Appointment Amid CID Fraud Probe

4th November 2025 at 07:36

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda