• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omuzungu agambibwa okukabasanya abaana abato anonyezebwa, ebiri mu kisenge kye byewunyisa

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 years ago
in Luganda, National, News
27 0
ShareTweetSendShare

EKITONGOLE kya Poliisi ekikola ku kunonyereza ku misango ku lw’omukaaga kyabitaddemu engatto okukakkana nga kizinzeeko amaka g’omuzungu munnansi we Ggwanga lya Belgium Bernhard Bery Glaser 72, agambibwa nti abadde yeerimbika mu kulabirira abaana abato ababa batulugunyiziddwa, kyokka  oluvanyuma n’abakkakanako n’abakabasanya.

Amaka gano gasangibwa ku kyalo Mwena mu Town Council ye Kalangala, nga kigambibwa nti ono yaatekawo amaka mwabadde agamba nti alabiririramu abaana ababa basobezeddwako, abatulugunyiziddwa ne badduka mu maka gaabwe saako naabo ababa babuze.

Mu maka gano agamanyiddwanga  Ssese Humanitarian Services & Bery’s place, era nga muno abadde akuumiramu abaana abasoba mu 40  nga bonna bawala ab’emyaka egiri wakati wo 6-23, wabula nga Poliisi we yatuukiddeyo nga abinyise mu nsuwa era nga n’abaana abamu tebaliiwo n’ekwatamu mukyala we Ingrid Dilen, saako n’okununula abaana 11 bonna ne baleetebwa e Kampala okusobola okubajjako obujulizi.

Ennyumba abaana mwe babadde babeera n’omuzungu

Kyategerekese nti amaka gano gabadde gamaze emyaka 10 ku Kalangala era nga Poliisi ne bitongole ebikola ku nsonga z’amaka bwe bifuna abaana abatulugunyiziddwa bibatwala mu maka g’amuzungu ono  abakuume, yadde nga era kyategerekese nti tegabadde mawandiise okusinziira ku Willy Nkumbi avunanyizibwa ku nsonga z’amaka n’abaana mu Disitulikiti ye Kalangala.

Glazer okutuuka okunonyezebwa kiddiridde abakulira ekitongole kya People In Need Agency PINA ekiyamba ku baana abato abalwadde b’amukenenya okwekubira enduulu eri Poliisi oluvanyuma lw’okukyala mu maka gano ne basanga embeera abaana gye balimu nga yenyamiza.

Akulira ekitongole kya PINA Asia Namusoke Mbajja yategezezza nti bwe yakyalira amaka omukuumirwa abaana, yagezaako okwetegereza butya abaana bwe basula era nakizuula nti baali basula mu nyummba emu ne Glazer ate nga abawala abakuzeemu kko basula mu kisenge kimu naye mwasula.

“Oluvanyuma lw’okukizuula nti wandibaawo ekitali kituufu ekigenda mu maaso wakati mu maka gano nasalawo okusulawo neetegereze ekigenda mu maaso saako n’okwogerako n’abaana bano, naye ekiro eko abaana ebintu bye bannyumiza omuzungu ono byabakola ku myaka emito gye balina byammalamu amaanyi, kwe kusalawo ntandike okumulinnya akagere ndabire ddala oba bituufu.

Bantegeeza nti Musajja mukulu ono gwe baali batwalanga kitaabwe n’abamu jjajjabwe, abakakkanako n’abasobyako nga yerimbise mu kumukola massaagi omubiri n’ebitundu bye eby’ekyama, nga n’olumu yeganzika ku bawala 4 omulundi gumu

Ekyewunyisa ono tasosola mu myaka kubanga n’obuto ddala obuli mu 4-8 abukozesa ebintu ebitali nga okumukola massaagi omubirigwe gwonna nga kwotadde ne bitundu bye kyaama.

Nagezaako okwetegereza ekisenge kye nga mulimu kkamera etunudde mu buliri bwe saako Kompyuta ekika kya Laptop ne nnene ey’okumeeza ebiteberezebwa okuba nti by’akozesa okukwata ebifaananyi nga akabasanya amabujje.” Namusoke bwe yategezezza.

Yayongeddeko nti abawala bonna abali mu kifo kino balina abagabi b’obuyambi ababayambako okusoma, saako ne by’etaago ebilara nti kyokka teri muwala asobola kufuna buyambi buno okujjako nga akkirizza okwegatta naye mu mukwano bwagaana nga amugoba, nga kwogasse n’okumumma emmere.

Omuzungu ono yakwatibwako mu mwaka gwa 2013 navunanibwa omusango gw’okukabasanya abaana abato balabirira kyokka n’ateebwa nga obujulizi obumuluma obutereevu bubuze.

Kigambibwa nti ab’obuyinza e Kalangala babadde bategezebwa ku nsonga eno naye nga bonna ebiseera ebisnga babeera ku ludda lwe era nga kyatuusa nabamu okutabukira banaabwe nga bagamba nti baali balemesa enkulakulana omuzungu gye yali alaeese okuyamba ku baana abali mu mbeera embi.

Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Fred Enanga yategezezza nti Bery bamusuubira okulabikako ku mande yenyonyoleko ku misango egy’amugguddwako.

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share66Tweet4SendShare

Related Posts

National

20-year-old Woman Arrested After Dr’ Spire’s Death at Kajjansi Lodge

2nd July 2025 at 22:19
News

Uganda Woos UAE Investors with Vast Opportunities in Agriculture and Tourism

1st July 2025 at 20:07
News

Born To Cry: The Tragic Reality of Birth Asphyxia In Uganda As Government Launches My Baby’s Cry Campaign

1st July 2025 at 19:46
Next Post

Op-Ed: Lessons to take from the traffic officer, soldiers fight

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1103 shares
    Share 441 Tweet 276
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2284 shares
    Share 914 Tweet 571
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    40 shares
    Share 16 Tweet 10
  • Pastor Bugingo Seeks Reconciliation with Teddy and Children, Prays for Makula’s Twins

    19 shares
    Share 8 Tweet 5
  • LIST : Gov’t releases Revised Salary Structure for Teachers, Police, and Prisons Staff for FY 2024/2025

    114 shares
    Share 46 Tweet 29
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

20-year-old Woman Arrested After Dr’ Spire’s Death at Kajjansi Lodge

2nd July 2025 at 22:19
Commissioner Hellen Seku

HELLEN SEKU: Why the ideological training for NRM youth converts was important?

2nd July 2025 at 21:27

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is set to speak at business forum in United Kingdom

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

20-year-old Woman Arrested After Dr’ Spire’s Death at Kajjansi Lodge

2nd July 2025 at 22:19
Commissioner Hellen Seku

HELLEN SEKU: Why the ideological training for NRM youth converts was important?

2nd July 2025 at 21:27

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda