• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Lwakataka azziddwayo mu kkomera e Kauga okutuusa nga 4 omwezi ogujja

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 years ago
in Luganda, News
6 0
ShareTweetSendShare

 

OMUVUZI w’emmotoka z’empaka, Ponsiano Lwakataka (42) azziddwa mu kkomera e Kauga oluvannyuma lw’akulira abalamuzi abato mu kkooti e Mukono, Juliet Hatanga okugaana okusaba kwe okw’okweyimirirwa.

Lwakataka avunaanibwa ne John Ssekitoleko (47) omutuuze w’e Rubaga mu kibuga Kampala nga bagasimbaganye n’omulamuzi Hatanga sso nga babadde bakiikiriddwa munnamateeka Samuel Eyotre ng’ate oludda lwa gavumenti lukiikiriddwa omuwaabi wa gavumenti Agnes Kiconco.

Lwakataka ne Ssekitooleko basomeddwa emisango ebiri okuli ogw’okusaalimbira ku ttaka eriri ku Block 111 plot 4918 ne 4917 erisangibwa ku kyalo Kiwanga-Lwanda mu divizoni y’e Goma mu munisipaali y’e Mukono ate omulala gwe gw’okwonoona ebintu bya George William Kawooya okwali n’ekisenge ky’ekikomera nga gino baagizza nga 12/1/2019.

Wabula abawawaabirwa omusango bagwegaanye olwo nga bayita mu munnamateeka waabwe, Eyotre, Lwakataka ne Ssekitoleko baasabye okweyimirirwa nga bawa ensonga omuli okuba nga balina ebirwadde ebyetaaga okulaba abasawo.

Eyotre awaddeyo abantu basatu okweyimirira Lwakataka okuli bakyala be babiri; Rose Nassonko ne Ruth Namyalo ssaako Antony Kaggwa nga ne ku Ssekitoleko naye yawaddeyo 3. Wabula omuwaabi wa gavumenti bano abakubyemu ebituli n’asaba omulamuzi aleme kulowooza ku kyakubeeyimirira.

Omulamuzi ng’awa ensalaye ategeezezza nti wadde nga teri tteeka likugira muntu kuwaayo bakyalabe ng’abamweyimirira, abakyala ba Lwakataka abeekenneenyezza n’akizuula nga tebasaanidde olw’ensonga nti ssinga aba agaanye okuddayo mu kkooti tebalina busobozi bumuwaliriza kugenda kweyanjula nga kkooti bw’eba yamusaba.

Ku ludda lwa Ssekitoleko, kkooti ekizudde ng’omu ku baawaddeyo ebiwandiiko okumweyimirira abadde n’ebiwandiiko bibiri ebiriko amannya ag’enjawulo okuli endagamuntu ng’eraga Abby Kabuuka sso ng’ate ebbaluwa gye yafunye okuva ewa ssentebe w’ekyalo ebadde emulaga nga Abby Kibuuka.

Omulamuzi ayongezzaayo omusango okutuuka nga February 4, n’abasindika ku limanda mu kkomera e Kauga gye bagenda okugira nga beebase okutuuka ku lunaku olwo.

Bano abasabye okufuna ababeeyimirira abalala era nga bwe baba tebamatidde na nsalaye bajulire mu kkooti enkulu.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share54Tweet1SendShare

Related Posts

National

President Museveni flags off construction of key Kayunga- Galiraya Road to link Northern and Central Uganda 

11th July 2025 at 19:32
Dr. Yona Baguma
News

NARO Director General, Dr. Yona Baguma, Animates CPA Forum with Breakthroughs in Agricultural Research

11th July 2025 at 17:42
News

Isaiah Katumwa to serenade fans at 30th anniversary fete

11th July 2025 at 17:29
Next Post

Tetwagala baana ba Buganda kw'elumaluma, Katikkiro Mayiga agenda kuyingira mu nkayana za Freeman ne Butebi

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1128 shares
    Share 451 Tweet 282
  • Silent Billionaire Bosco Muwonge Buys Mukwano Arcade at UGX 250 Billion Cash Down

    51 shares
    Share 20 Tweet 13
  • Who is Bosco Muwonge, Uganda’s elusive real estate billionaire?

    38 shares
    Share 15 Tweet 10
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2289 shares
    Share 916 Tweet 572
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    49 shares
    Share 20 Tweet 12
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni flags off construction of key Kayunga- Galiraya Road to link Northern and Central Uganda 

11th July 2025 at 19:32
Mashable is a global, multi-platform media and entertainment company For more queries and news contact us on this Email: info@mashablepartners.com

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni flags off construction of key Kayunga- Galiraya Road to link Northern and Central Uganda 

11th July 2025 at 19:32
Dr. Yona Baguma

NARO Director General, Dr. Yona Baguma, Animates CPA Forum with Breakthroughs in Agricultural Research

11th July 2025 at 17:42

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda