• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Goonya elidde omukyala ow’olubuto olw’emyezi 8 e Namayingo, Baziiseeko mukono gwokka

Okusinziira ku batuuze bagamba nti mu ttuntu ly'okulw'okusatu Suzan ne bakyala banne baagenda ku nnyanja okukima amazzi nga eno ggoonya gye y'amubakira bwe yali asena amazzi okumpi n'olubalama, nti era wano yagezaako okulwana kyokka nga emunywezezza nnyo ate nga ne banne olw'alaba nga emukutte ne badduka.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
13 0
Share on FacebookShare on Twitter

ABATUUZE b’okukyalo Isingila ekisangibwa ku bizinga bye Ddolwe mu Disitulikiti ye Namayingo baguddemu ensisi Ggoonya eyakula n’ewola bw’ezindukirizza mutuuze munaabwe ne mulya nelekawo mukono gwokka era gwe baaziise.

Suzan Akullo yeyafudde era nga abadde ali olubuto olw’emyezi 8 era nga mukyala mufumbo ne mwami we Charles Odoi, era nga babadde n’abaana abalala 2.

Okusinziira ku batuuze bagamba nti mu ttuntu ly’okulw’okusatu Suzan ne bakyala banne baagenda ku nnyanja okukima amazzi nga eno ggoonya gye y’amubakira bwe yali asena amazzi okumpi n’olubalama, nti era wano yagezaako okulwana kyokka nga emunywezezza nnyo ate nga ne banne olw’alaba nga emukutte ne badduka.

Hill Water

Bagamba nti amangu ago bakuba enduulu eyasomboola abatuuze ne balwanagana nayo okukkakkana nga bagisuuzizza omukono gwokka gwe baziise ku kyalo Isingila.

Amyuka omubaka wa Gavumenti mu Disitulikiti ye Namayingo Majid Dhikosooka yagambye nti mu kitundu kino goonya nnyingi nnyo nti era afunye amawulire nti abatuuze abawerako zibalidde ne basaanawo, ate abalala bafuuka balema olwe bisago eby’abatuusibwako goonya zino wakati mu kwetaasa okubalya.

Yanyonyodde nti bagenda kutuukirira be kikwatako mu kitongole kye by’obulambuzi basobole okujja bayigge goonya zino bazikwate zitwalibwe gye bayinza okuzikuumira okusobola okuwonya abatuuze mu kitundu kino abali mu ntiisa etagambika.

Mu kitundu kino mulimu goonya nnyingi era nga abatuuze baayo bakifuula kyabulijjo singa ziba zilidde omuntu yenna.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share81Tweet2Send
Previous Post

This daughter’s message to Uganda’s richest man on his birthday will warm your heart

Next Post

Ghanaian undercover reporter shot dead

Next Post

Ghanaian undercover reporter shot dead

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In