• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Kabaka alambudde abantu be Kyaggwe

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Luganda, National, News
4 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

Bya Moses Kizito Buule

SABASAJJA Kabaka Ronald Muwenda Mutebi  yatandise ku Ssande okulambula emilimu egikolebwa abantu be mu Ssaza lye ely’eKyaggwe nga welekeddwako Katikiiro Charles Peter Mayiga saako n’abakungu abarala okuva e Mengo.

Omutanda yatuuse mu Ssaza lye lino ku ssawa nnya n’ekitundu wakati mu mizira okuva mu bantu be ababadde bamulindiridde nga bakwatiridde ku makkubo  , wabula kuluno teyavuddemu mu mmotoka ye nga bwatera okukola era nga yagenze buterevu okulambula emirimu egikolebwa abantu be.

Omutanda yasookedde ku kyalo Nabiyangi mu Ggombolola ye Kyampisi gye yalambulidde  omuvubuka omulimi asinga mu ssaza lino Godfery Ssaava Ssebunya  alima obutunda,era ng’akola eky’okunywa ekimanyiddwanga Sena Juice.

Bweyavuddeyo yagenze buterevvu ku mbuga ye ssaza lino esangimbwa ku kyalo Ggulu n’agilambula era n’aggulawo etterekero lye bitabo wamu n’okusimba omuti ogw’ekijjukizo nga wano yatuuseewo ku ssaawa ttaano n’ekitundu  olw’avudde wano yayolekedde essomero lya JessyJonny elisangimbwa ku kyalo Ngandu mu Division ye Mukono ng’alino lye singa mu kukuuma obutonde bwensi  mu Ssaza lino era ng’eno omutanda yatongozza amassanyalaze agakolembwa mu kazambi.

Director wa JessyJonny ng’ayaniriza Ssabasajja ku ssomero lino okugulawo amassanyalaze agakolebwa mu kazambi

Ssabasajja bwe yamaze wano n’ayorekera ekyalo kye Kisoga ku ddwaliro lya Herona health Centre n’aggulawo ekifo we bajjanjjabira amaaso, nga bwe yavudde wano yayorekedde e Ngogwe Bukunja gy’eyalambulidde olusuuku
n’oluvanyuma n’afundikira okulambula kwe e Salama ku ssomero lya bamuzibe ng’eno era aggaddewo olusirika lw’abaami.

Abakulembeze b’ezikiriza n’ennoono nga bakulembeddwa Kabonna Jumba Aligaweesa bakuuba wakati mu kibuga okwaniriza Bbeene.

Oluvanyuma Omuteregga ayolekedde ku mbuga  e Ntenjeru  awali olubiri lwe gya genda okusula era nga we wagenda okubeera entiiko y’emikolo gya bulungi bwansi  ne gavumenti ez’ebitundu.

Bana Kyaggwe ba beyiiye ku makkubo okwanirize Bbeene ku lunguudo lwe Katosi mu kbuga ke Wantoni
Bana Nalungi okuli owa Buganda saako n’owa Kyaggwe ng’abali ne Mukyala Ssewanyana owa Human Rights n’abakungu ba Beene abarala ku ssaza e Kyaggwe
Ssabasajja Kabaka ngali ne Katiikiro wamu n’akulira eseomero lya Jessyjonny e Ngandu oluvanyuma lw’okutongoza amassanyalaze agakoleddwa mu kazambi
Ssabasajja Ronald Muwenda Mutebi , katiikiro Charles Peter Mayiga, ne Amyuka Ssentebe wa Bavubuka mu Buganda Ann Namayanja Kiggudde n’abakulembeze babavubuka abarala ku Mbuga y’essaza mu Kyaggwe.

Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

News

State House Comptroller cautions skilling hub SACCO leaders against misappropriating funds 

19th October 2025 at 19:30
News

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03
News

‘Big Fish’ Katuntu Campaigns for Museveni, Gains Support from Speaker Among

19th October 2025 at 09:06
Next Post

Omusumba w'abalokole affiiridde mu bulili

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3202 shares
    Share 1281 Tweet 801
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    37 shares
    Share 15 Tweet 9
  • President Museveni injects Shs11.1 billion in SACCOs of mechanics, MCs and skilling hubs 

    34 shares
    Share 14 Tweet 9
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1292 shares
    Share 517 Tweet 323
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    31 shares
    Share 12 Tweet 8
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

State House Comptroller cautions skilling hub SACCO leaders against misappropriating funds 

19th October 2025 at 19:30

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

State House Comptroller cautions skilling hub SACCO leaders against misappropriating funds 

19th October 2025 at 19:30

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda