• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ochola ne Mutebile baasunsuddwa okudda mu bifo byabwe oluvanyuma lw’okuddamu okulondebwa Pulezidenti

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
0 0
BoU Governor Emmanuel Mutebile

BoU Governor Emmanuel Mutebile

ShareTweetSendShare

SSABADUUMIZI wa Poliisi Martin Okoth Ochola wamu ne Gavana wa Banka enkulu Pulofeesa Emmanuel Tumusiime Mutebire baasunsuddwa akakiiko ka Palimenti akakola ku kusunsula abalondeddwa Pulezidenti, era ne balagirwa badde ku mirimu bunnambiro.

Akakiiko kano akakubirizibwa Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga ke kabasoyezza kajogijogi we bibuuzo era ne kazuula nti basanidde badde ku mirimu gyabwe.

Yadde nga kino kyakoleddwa mu kyama wabula oluvanyuma lw’akakiiko okumaliriza omulimu gwako abamu ku babaka abakatuulako bayogeddeko ne bannamawulire ne bategeeza nti byonna byagenze bulungi.

Ochola ye yasoose mu kakiiko era ababaka ne basooka okumussa ku nninga ababuulire ku bikwatagana n’okuwamba abantu saako ne kitongole kyakulira okwenyigira mu bulyi bwe nguzi n’okutulugunya abantu.

Mukwanukula yabategezezza nti we yayingirira ku mulimu guno yasanga ekitongole kirimu ebituli bingi nti kyokka ebbanga lyamaze mu kifo kino afubye okutereeza era waliwo enjawulo yamaanyi nga n’abamu ku ba poliisi abakwatibwa mu mize gino bagobwa saako n’okubonerezebwa.

IGP Okoth Ochola

Ku ky’okuwamba abantu yagambye nti ssi kitongole kya Poliisi kyokka kye kikola ku by’okwerinda, nategeeza nti ebyo ababikola bandiba nga bitongole bilala kubanga mu poliisi ebyo baabigobamu dda, era ne yeyama okwongera okutereeza ekitongole kye.

Ye Gavana wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile eyalabise nga mugonvugonvu naye kyategerekese nti omulimu gwe gwaziddwa obuggya.

Mutebile 71 nga ekifo kino akimazeemu emyaka egikunukkiriza mu 20, okutuuka ku Palimenti yatuukidde mu byakwerinda ebyabadde ebyamaanyi, era nga teri muntu yenna yakkiriziddwa kuyingira mu kisenge akakiiko mwe kaabadde katudde, wabula nga naye kyategerekese nti ebibuuzo ebyamubuuziddwa yabizeemu bulungi era omulimu gwe ne gw’ongera okunywezebwa.

Omubaka Luttamaguzi Semakula omu ku batuula ku kakiiko kano ku bya Mutebile yagambye nti ekyamazima omukulu yalabise nga mugonvu nnyo naye okusalawo okw’okuntikko ne bakulekera Sipiika nga yajja okusinga okusalawo ku kino.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

President Yoweri Museveni with the former Chancellor of Austria His Excellency Alfred Gusenbauer
National

President Museveni meets former Chancellor of Austria, discuss investment opportunities in Uganda

29th March 2023 at 00:08
President Yoweri Museveni welcomes coffee value addition investor to Uganda
National

President Museveni welcomes coffee value addition investor to Uganda

28th March 2023 at 20:29
Deputy Speaker Thomas Tayebwa and H.E King Ceasor Mulenga T.G
National

You are a gift to this country! Tayebwa praises King Ceasor Mulenga T.G for supporting humanity

28th March 2023 at 16:42
Next Post
Automatic transmission gearbox

9 things you should never do while driving an automatic transmission car

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In