• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Muve mu kwogera obwogezi mukole, Museveni akunze abakyala ku lunaku lwabwe

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Luganda, National, News, Politics
2 0
President Yoweri Kaguta Museveni

President Yoweri Kaguta Museveni

ShareTweetSendShare

 

Bya Jeff Kaweesa

Omukulembeze we Ggwanga Yoweri Kaguta Museveni akubirizza bannaUganda okukola ennyo bave mukwogera obwogezi.

Pulezidenti agamba nti abantu abangi bamala obudde mu bitaliimu nga n’abamu  bakolera lubuto lwokka ekintu ekibakuumidde mu bwavu nga tebalina bintu mwebajja nsimbi kwekulakulanya.

Okwogera bino abadde mu kukuza olunaku lw’Abakyala mu nsi yonna era nga emikola emikulu gibadde mumaka g’obwa Pulezidenti Entebbe.

Uganda yegasse ku Mawanga amalala okukuza olunaku lw’Abakyala mu nsi yonna era nga emikolo emikulu gibadde gy’akubeera mu disitulikiti y’e Wakiso wabula olw’ekirwadde kya Covid 19, gikwatiddwa mu maka g’omukulembeze Entebbe nga abantu babadde balubatu abagwetabyeeko.

Pulezidenti yabadde omugenyi omukul , Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga, Minisita w’ekikula ky’abantu n’obyobuwangwa Peace Mutuuzo, baminisita abalala nga kwogasse n’ababaka b’amawanga ag’enjawulo.

Batandise n’okusaba okukulembeddwamu Bishop Joshua Lwera kyokka mukwogera kwa Pulezidenti alaze obwenyamivu olw’abannayuganda  abawereraddala ebitundu 68% okuba nga bakolerera mbuto zaabwe zokka nga tebafissaawo kasente kwejja mubwavu kyayogeddeko nga eky’obulabe eri enkulakulana mu maka gyalwanirira buli kadde.

 Wano Pulezidenti Museveni wasinzidde n’ategeeza nga mu Manifesto ye ey’ekisanja bwagenda okufa ennyo kukyokuterereza bannayuganda embeera basobole okuyingiza ensimbi bawone embeera embi.

Ayongeddeko nakubiriza bannakibuga okukola bave mu wolokoso okwogera buli byebasanze nebyebatamanyiiko mutwe namagulu.

Ye Minisita Omubeezi ow’ekikula ky’abantu n’obuwangwa asiimye govt okuteekawo enteekateka ez’enjawulo okulaba nga batumbula abakyala.

Ate Ssentebe w’akakiiko akakulembera abakyala muggwanga aka National Women’s Council Hajat Faridah Kibowa ategezezza nga abakyala bwebakoseddwa ennyo olw’omugalo mu biseera bya covid nga kino kyongedde obutabanguko mu maka gaabwe.

 Olunalu lwabakyala ku mulundi guno lukuziddwa ku mulamwa ogugamba nti “Okuzimba amanyi g’Abakayala okusobola okuterereza ebiseera byabwe eby’omumaaso mu mbeera y’ekirwadde kya Covid 19 kino”.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

Agriculture

Dr. Sudhir Ruparelia to Headline UK-Africa Business Summit in London on 12 September 2025

1st July 2025 at 14:24
Business

Victoria University Strengthens Ties with Busoga Kingdom Through Educational Partnership

1st July 2025 at 13:40
News

President Museveni to officiate at St. Gonzaga Gonza Day celebrations 

1st July 2025 at 11:17
Next Post
Ababaka abakyala n'omukubiriza w'olukiiko lwe Ggwanga Rebecca Kadaga

Ebifo ebinene byonna bilimu basajja, Ababaka Abakyala mu Palimenti balangiridde okuwagira Kadaga ku kifo ky’obwa Sipiika,

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1099 shares
    Share 440 Tweet 275
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2282 shares
    Share 913 Tweet 571
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    39 shares
    Share 16 Tweet 10
  • Pastor Bugingo Seeks Reconciliation with Teddy and Children, Prays for Makula’s Twins

    18 shares
    Share 7 Tweet 5
  • LIST : Gov’t releases Revised Salary Structure for Teachers, Police, and Prisons Staff for FY 2024/2025

    112 shares
    Share 45 Tweet 28
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Dr. Sudhir Ruparelia to Headline UK-Africa Business Summit in London on 12 September 2025

1st July 2025 at 14:24
Speke Resort Munyonyo Hosts Groundbreaking Leadership Training for Senior Staff

Speke Resort Munyonyo Hosts Leadership Training for Senior Staff

1st July 2025 at 14:06

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is set to speak at business forum in United Kingdom

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Dr. Sudhir Ruparelia to Headline UK-Africa Business Summit in London on 12 September 2025

1st July 2025 at 14:24
Speke Resort Munyonyo Hosts Groundbreaking Leadership Training for Senior Staff

Speke Resort Munyonyo Hosts Leadership Training for Senior Staff

1st July 2025 at 14:06

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda