• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Amaggye gakyalemedde emmotoka ya baze eyattibwa mu 2017, Namwandu wa Aklam Musajja alajanidde Pulezidenti Museveni

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
5 years ago
in Business, Luganda, National, News
9 1
Annet Nassali ku kkono n'abamu baana abaamulekerwa eyali Omwami we Aklam Musajja eyattirwa e Kasese

Annet Nassali ku kkono n'abamu baana abaamulekerwa eyali Omwami we Aklam Musajja eyattirwa e Kasese

ShareTweetSendShare

ANNET Nassali 33, Namwandu wa Aklam Musajja eyattibwa abaselikale abalwanyisa envuba embi ku kyalo Kikolongo e Kasese mu mwaka gwa 2017 alajanidde omukulembeze we  Ggwanga Yoweri Kaguta Museveni amuyambe asobole okujjayo e mmotoka ya bba mwe baamuttira evundira mu nkambi ya maggye e Kasajjagirwa mu Masaka.

Emmotoka eno eyekika kya TOYOTA NOAH nnamba UAU 018J mu kiseera kino eri mu nkambi ya maggye e Kasajjagirwa, abalwanyisa envuba embi gye baagiteeka emyaka 3 emabega nga kati emezeemu n’omuddo.

Nassali omutuuze ku kyalo Kigamba ekisangibwa e Kasajjagirwa mu kibuga kye Masaka bwakulojjera ennaku gyayitamu mu kiseera kino ennaku teyinza kulema kukukwata.

Agamba nti mu mwaka gwa 2017 eyali omwami we nga mu kiseera kino mugenzi Aklam Musajja yateegebwa abasilikale be Ggye lya UPDF abakola ku kulwanyisa envuba embi era ne bamukuba amasasi agamujja mu bulamu bwe Nsi  naaziikibwa mu bitundu bye Bushenyi.

Ono gwe twasanze ku kyalo Kyaluubu ekisangibwa mu Division ye Kimaanya Kyabakuza mu Kabonera Masaka, gye yabadde agenze okulimira abantu olubimbi asobole okufuna emmere gyaliisa abaana ,  yatottodde embeera mwayita ennaku zino wamu n’abaana 8 eyali omwami we be yamulekera nga ekaabya.

Agamba nti okuva omwami bwe yattibwa embeera yaabwe yakyuka era nga bwe bafuna ekyemisana kizibu okufuna ekyeggulo, olw’okuba eyali abayiyiza yavaawo.

Ekisinga okuluma Nassali kwe kuba nti ne mmotoka ya Bba amaaggye gaagilemera songa yandimuyambye ye nabaana okufuna eky’okulya saako n’okusoma.

“Embeera bakulu abazze okundaba gye ndimu nzibu nnyo kubanga okuva omwami wange bwe yattibwa mu bukambwe nze na baana bange tubonabona, eky’okulya kizibu nnyo okufuna era bwe mba silimidde bantu tetufuna kasente katuyamba.

Nagezaako okwegayirira abasilikale banzirize emmotoka y’omwami wange, kyokka nayo baagilemera nga kati eri eyo mu nkambi yaabwe evunda ekintu ekinyongera ennaku.

Waliwo abamu ku bakulu mu maggye abaali basazeewo okunyamba, era ne bansaba ne biwandiiko ebikwata ku mmotoka ne mbitwala kyokka bantegeeza nti nnindemu emyezi 2 nga kati okuva mu mwezi gw’okusatu omwaka guno siddangamu kubawuliza.

Ngezezzaako okutuukirira omukulu avunanyizibwa ku bikwekweto mu Ggwanga lyonna Afande James Nuwagaba naye yannema okutuukako olw’abasilikale banne okunemesa nga bagamba nti bbo ensonga nzibalekere bazikoleko.

Kati njagala Pulezidenti Museveni ensoga z’okunziriza emmotoka ya baana bange agiyingiremu kubanga omwami wange yali muwagizi we era nga yali amunoonyeza nakalulu mu bitundu bye Masaka ne miriraano tewali atakimanyi” Nassali bwe yagambye.

Amyuka omwogezi wa maggye ge Ggwanga Lt.Col. Deo Akiiki bwe yatuukiriddwa ku nsonga zino yagambye nti akyalina abakulu baalina okwogera nabo alyoke atuddemu, kyokka naasuubiza okuyamba Nassali.

Okwogerako n’akulira ebikwekweto ebilwanyisa envuba embi Afande James Nuwagaba kwagudde butaka, oluvanyuma lw’okumukubira ku ssimu ze ezimanyiddwa nga tazikwata.

Omusango guno guli ku Fayiro nnamba CRB no 161/2017 ku Poliisi ye Kabatooro Kasese.

 

 

 

 

[7:52 am, 03/11/2020] lwakataaka: Ref no of the murder file of aklam musajja
[7:53 am, 03/11/2020] lwakataaka: Eri katwe ,kabatoolo,,kaseese CRB no 161/2017


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

Business

Kabira Country Club Unveils State-of-the-Art Techno Gym Machines in Kampala

13th September 2025 at 23:24
News

Luwero Roadside market vendors tipped on household income as President Museveni offers financial support 

13th September 2025 at 23:02
News

Col. Nakalema delivers key speech at UK- Africa Business Summit, Uganda lauded as best investment destination 

13th September 2025 at 21:38
Next Post
Kanyamunyu at High Court on Thursday

Businessman Matthew Kanyamunyu sentenced to 5 years in prison after pleading guilty of killing Akena

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    331 shares
    Share 132 Tweet 83
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    230 shares
    Share 91 Tweet 57
  • Is Tycoon Sudhir Turning Crane Bank Properties into Supermarket Chain?

    183 shares
    Share 73 Tweet 46
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    99 shares
    Share 40 Tweet 25
  • ### Sudhir Ruparelia Unveils One-10 Apartments: A New Era of Luxury Living in Kampala’s Heart

    91 shares
    Share 36 Tweet 23
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Kabira Country Club Unveils State-of-the-Art Techno Gym Machines in Kampala

13th September 2025 at 23:24
Richard Musaazi

RICHARD MUSAAZI: The Problem of Child Trafficking in Uganda

13th September 2025 at 23:09

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Kabira Country Club Unveils State-of-the-Art Techno Gym Machines in Kampala

13th September 2025 at 23:24
Richard Musaazi

RICHARD MUSAAZI: The Problem of Child Trafficking in Uganda

13th September 2025 at 23:09

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda