• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ensonga za Yusuf Baliruno owa CBS ziranze, UJA eyise olukiiko lw’okuntikko okulaba butya bwasasulwa

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
7 months ago
in Luganda, National, News
42 3
Ensonga za Yusuf Baliruno owa CBS ziranze, UJA eyise olukiiko lw’okuntikko okulaba butya bwasasulwa

Akulembera ekitongole ekigatta bannamawulire mu Ggwanga Kazibwe Bashir Mbaziira ne Yusufu Baliruno of Uganda

Share on FacebookShare on Twitter

EKITONGOLE ekigatta bannamawulire mu Ggwanga ki Uganda Journalists Association  kivuddeyo okuyingira mu nsonga za munnamawulire munaabwe Yusufu Baliruno of Uganda mu kiseera kino alaajana oluvanyuma lw’okufuumulwa okuva mu Leediyo y’obujjajja CBS nga tasasuddwa nsimbi ze yakolera okumala emyaka 20.

Baliruno  yoomu ku bannamawulire be byemizanyo abaatikirivu mu Ggwanga era nga amanyiddwa nnyo mu kuwereza emipiira gyamasaza ku Leediyo ya CBS saako n’okuwereza emipiira gye Ggwanga ebweru wa Uganda.

Kyokka mu kiseera kino alabibwako ku mikutu gya mawulire egy’enjawulo nga alaajanira abakulembera ekitongole kya CBS olw’okumulyazaamanya ensimbi ze zakoledde emyaka 20.

Hill Water

Mu kusooka Baliruno yategeeza nga bwe yali akolera emitwalo gya Uganda kkumi gyokka, kyokka nga ne gino abakulira CBS batuuka ekiseera ne balemwa okuzimusasula ekintu ekyamukola obubi ennyo ate mu kiseera ekyo yali afunyemu ekilwadde ekyali kimubala embirizi.

Agamba nti bano yadde yabakolera obuteebalira naye tebaamulabawo era ekyamaanyi kye baamusasudde kwe kumukasuka wabweru wa CBS nga tebamusasudde kyokka nga mugonvugonvu.

Kino kye kireseewo akasattiro mu bannamawulire era akulira ekitongole kya UJA Kazibwe Bashir naasalawo okuyita olukiiko lw’okuntikko olufuzi amangu ddala okuteesa ku nsonga za Baliruno.

“Ekituufu tetunnaba kusisinkana Baliruno ne baabadde akolera aba CBS, naye nga tubadde tugoberera buli kimu ku mikutu gya mawulire, kati obwanga tugenda kubwolekeza bakamaabe aba CBS tulabe kye bagamba” Kazibwe bwagambye.

Anyonyodde nti nga abakulembeze ba bannamawulire tebagenda kutunula butunuzi nga bannamawulire abakulu mu mulimu guno batulugunyizibwa abakozesa, nagamba nti bagenda kulaba nga boogera nabakulira CBS wabeewo ekikolebwa okuyamba Baliruno.

 

 

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share9Tweet6Send
Previous Post

MICHAEL ABONEKA: We have neglected PWDs in COVID-19 relief and preventive measures 

Next Post

State of Emergency coming? Museveni meets VP, Speaker, chief justice, Health minister in State House

Next Post
How CJ Bart Katureebe’s response to Parliament Covid-19 Money Scandal will annoy Kadaga and complicate relationship with Museveni

State of Emergency coming? Museveni meets VP, Speaker, chief justice, Health minister in State House

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In