• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tetuli naawe!! Abanyarwanda abaazalibwa n’okukulira mu Buganda beesamudde ebigambo bya Gashumba ku Katikkiro Mayiga

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
8 months ago
in Luganda, National, News
32 2
Vva ku Katikkiro waffe!!! Abavubuka ba Buganda baanukudde Gashumba ku bigambo ebikaawa bye yayogeredde Mayiga

Katikkiro Charles Peter Mayiga and Frank Gashumba

Share on FacebookShare on Twitter

ABANYARWANDA abazaalibwa saako n’okukulira mu Buganda bavuddeyo ne beesammula ebigambo bye bayise ebityoboola abakulembeze, munaabwe Frank Gashumba bye yayogedde ku katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga wiiki ewedde.

Bano abeegattira mu kibiina ekimanyiddwa nga Uganda Young Banyarwanda Cultural Development Inniciative (UYBCDI) mu kiwandiiko kye basindise eri abakulira ttivvi y’obwakabaka BBS nga kitereddwako omukono Ssentebe wabwe Joseph Rwigema bategezezza nti ebigambo ebiyisa amaaso saako n’okutyoboola Katikkiro wa Buganda Owekitiibwa Charles Peter Mayiga, Munyarwanda munaabwe Gashumba bye yayogedde wiiki ewedde  tebyabasanyusizza nakatono.

Rwigema agamba nti bangi kubo baazalibwa mu Buganda mwe bakulidde, bajjajja baabwe ne bakitaabwe bonna okuva edda bassa ekitiibwa mu bwaKabaka, okwagala saako n’okukolaganira awamu n’obukulembeze bwa Buganda saaako ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.

Hill Water
Ekiwandiiko ekyesammula ebigambo bya Franka Gashumba abanyarwanda abaazalibwa n’okukulira mu Buganda kye bawandiikidde BBS TV

Anyonyodde nti engeri gyali nti yalondebwa Ssabasajja Kabaka yenyini, ebigambo ebilimu okutyoboola Katikkiro Gashumba bye yayogedde tasobola kukkiriziganya nabyo.

“Twesammulira ddala ebigambo ebyayogeddwa muganda waffe Frank Gashumba, kubanga obwedda buli waaba ayogera nga ajuliza okuba omunyarwanda, songa ffe tumanyiddwa okuba abantu abawulize eri obwaKabaka, era tusaba embeera eno essibwe ku Mwami Gashumba nga omuntu sso ssi Banyarwanda  nga e Ggwanga.

Tusuubiza okwongera okuba abawulize eri obwaKabaka bwa Buganda bwe tumaze ebbanga eddene nga tukolera saako n’okutambulira awamu, Katikkiro saako ne Kabaka” Rwigema bwategezezza.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share7Tweet4Send
Previous Post

MC Kats was indeed not good for me, I deserve a better man – Singer Fille reveals

Next Post

South Sudan Vice President Riek Machar, wife test positive for Coronavirus

Next Post
South Sudan Vice President Riek Machar, wife test positive for Coronavirus

South Sudan Vice President Riek Machar, wife test positive for Coronavirus

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In