• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Okuwulira omusango gwa Kanyamunyu: Muganda wa Akena agambye nti Poliisi yamutegeeza nti tewaliwo muntu akubiddwa masasi Lugogo

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
25 0
Mathew Kanyamunyu ne Muganziwe Cynthia Munwangari mu kkooti enkulu mu Kampala

Mathew Kanyamunyu ne Muganziwe Cynthia Munwangari mu kkooti enkulu mu Kampala

ShareTweetSendShare

OKUWULIRA omusango gw’okukuba amasasi omulwanirizi we ddembe lya baana Keneth Akena omusuubuzi w’omuKampala Mathew Kanyamunyu gwavunanibwa wamu ne Mugandawe Joseph Kanyamunyu nga kwotadde ne muganzi we Cynthia Munwangari kuzeemu olwaleero nga 4, ogw’okubiri mu kkooti enkulu mu Kamapala.

Bano baakwatibwa mu mwaka gwa 2016 ku bigambibwa nti batta Akena, oluvanyuma lwe bigambibwa nti nga tanafa yategeeza abasawo  nti abamuleese mu ddwaliro be bantu be bamu era abaali beetabye mu kumukuba amasasi, bwe yakalabula emmotoka yabwe mu kifo awasimbibwa emmotoka ku kizimbe kya Lugogo Mall mu Kampala.

Ekyamazima kiri nti Kanyamunyu ne Cynthia be batwala Akena ku ddwaliro lya Victoria Clinic, ne bamwongerayo e Nakasero Hospital, gye bamujja ne bamwongerayo ku ddwaliro lya Norvick gye yafiira.

Olwaleero omusango gutandise mu maaso g’omulamuzi Charles Mubiru, era asoose kuwuliriza mujulizi ow’omukaaga Ruth Akode nga ono mutunzi wa binyebwa mu bitundu bye Nakawa ne Kyadondo, ategezezza kkooti nti yalaba omusajja (Kanyamunyu) nga ali wamu n’omukyala ( Munwangari) nga basitula omusajja (Akena) okumutwala mu mmotoka yabwe eyali eyekika kya Land Cruiser era ne bavuga nga badda e Kampala.

Bwabuziddwa oba abadde akyajjukira ennamba ye mmotoka gye yalaba agambye nti teyajetegereza okujjako ajjukira nti yalaba Kanyamunyu ne Munwangari.

Omujulizi azeeko abadde muganda w’omugenzi John Paul Nyeko agambye nti Akena nga tanakubwa masasi baali balina okusisinkana mu bitundu bye kisaawe kya Rugby e Kyadondo ku ssawa 12 wamu ne muganda waabwe omulala amanyiddwa nga Jordan.

Ategezezza nti yakanda kulinda nga Akena tatuuka kwe kusalawo amukubireko ku ssimu nga teriiko, wabula aba akyali awo agenda okulaba nga Jordana amaukubira namutegeeza nto yali afunye essimu okuva mu ddawaliro e Nakasero nga emutegeeza nti muganda waabwe yali awereddwa ekitanda, aba akyali awo ate agenda okulaba nga addamu amukubira namugamba nti Akena akubiddwa amasasi.

Ayongeddeko nti Jordan yamusaba asooke agende e Lugogo alabe oba wabaddewo omuntu akubiddwa amasasi, era nagendayo nabuuza akulira Poliis yaawo ekibaddewo namutegeeza nti  talina kyabadde amanyi.

Amangu ago yasalawo okudduka agende mu ddwaliro e Nakasero eno gye yasanga omwami oluvanyuma gwe yategeera nga ye Mathew Kanyamunyu eyamusasira olwe byali bituuse ku mugandawe era namutegeeza nti abaddewo nga bakuba Akena amasasi e Kyadondo, ye kye yagaana kubanga gye yali mu kiseera ekyo.

“Samuwuliriza nnyo neeyongerayo okulaba ogubadde ku Keneth mu kasenge gye yali atereddwa era olwali okumutuukako ne mubuuza nti KENO kiki? yanziramu nti PAPA bankubye amasasi ku Game ssi Kyadondo, era yantegeeza nti yali awulira nga agenda kufa ne mugumya nti abasawo bakola ekisoboka okutaasa obulamu bwe.

Nyeko ayongedde nategeeza kkooti nti nga wayise akaseera katono Akena yazirika ne bamutwala mu kisenge gye balongoseza abasawo ne bamukolako, kyokka naggibwayo olw’okuba ekifo kyali kijjudde nnyo ne bamutwala ku Ddwaliro lya Norvick gye yafiira.

 

 

 

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share5Tweet3SendShare

Related Posts

WAMALA AND HIS LAWYER TURYOMWE IN COURT
National

Mukono: Witch doctor sentenced to life imprisonment over murder, human trafficking 

27th May 2022 at 21:11
Racheal Kawala
National

Mityana Pastor who disappeared with 20 followers arrested 

27th May 2022 at 18:22
Bobi Wine and Moses Kibalama during the launch of NUP party in 2020
National

Bobi Wine ousted as NUP president, Moses Kibalama reinstated as party chief

27th May 2022 at 17:36
Next Post
Mathew Kanyamunyu ne Muganziwe Cynthia Munwangari mu kkooti enkulu mu Kampala

Kanyamunyu trial: Fatal Contradiction in dying declaration comes to the fore

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • Waiswa Mufumbiro and Frank Gashumba

    How NUP’s Waiswa Mufumbiro destroyed Frank Gashumba in one night

    17 shares
    Share 7 Tweet 4
  • Entebbe: Police officer found dead along Lake Victoria shorelines 

    15 shares
    Share 6 Tweet 4
  • DR IAN CLARKE: Highway Robbery by Wakiso District Council

    12 shares
    Share 5 Tweet 3
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    1887 shares
    Share 755 Tweet 472
  • MP Ssegirinya loses hope as his lawyer Malende ‘plays hide and seek’ whenever court sits to hear his case

    10 shares
    Share 4 Tweet 3

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....