• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Jjangu otunyonyole ku by’ebisale by’amasomero eby’ekanamye, Paliment eyise Minisita Janet Museveni

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Education, Luganda, National, News
18 1
Share on FacebookShare on Twitter

OMUKUBIRIZA w’olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Alitwala Kadaga avudde mu mbeera naatumya Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataha Museveni alabikeko  mu maaso g’ababaka anyonyole ensonga lwaki ebisale by’amassomero ga Gavumenti byeyongedde okwekanama.

Kadaga okusalawo kino kiddiridde Omubaka wa maserengeta ga Mukono mu Palimenti Johnson Muyanja Senyonga ku lw’okuna okutegeeza Babaka banne nga ekiteeso ky’ebisale mu massomero ga Gavumenti bwe kitagonjoolwa bulungi, nga ky’etagisa Minisita w’ebyenjigiriza okulabikako anyonyole kubanga olusoma olusooka lutuuse ate ebisale by’eyongedde okwekanama.

“Oluwummula luweddeko, naye mukadde waffe Minisita talabikangako kutereeza nsonga y’abisale, kino kituletedde okutya kubanga amassomero ga Gavumenti gongeza ensimbi buli kadde” Muyanja bwe yategezezza.

Hill Water

Kadaga yagambye nti ekiteeso kino kimaze ebbanga lya myezi 3 ku mpapula okubeera ebiteeso, nagamba nti ku lw’okubiri lwa wiiki ejja Minisita alina okujja anyonyole.

Ye Omubaka wa Kilak Gilbert Olanya yagambye nti mu Disitulikiti ye Gulu abayizi baawereddwa empapula okuli eby’etaago nga zilaga nti abayizi bagenda kusasulanga emitwalo 520,000 songa omwaka ogwaggwa basasula 300,000, kye yagambye amassomero gano gakana abazadde ensimbi mpitirivu nga kyetagisa okubaawo ekikolebwa.

Omwaka  oguwedde akakiiko k’ebyenjigiriza n’emizanyo kaawuliriza ensonga z’okukyuka kyuka mu bisale eri amassomero ga Gavumenti, era ne kasubiza okutuusa ensonga zino mu lukiiko lw Ggwanga olukulu zisalwewo.

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share38Tweet3Send
Previous Post

LIST: Top 100 UCE schools in Uganda

Next Post

AMOS WEKESA: Understanding tourism and it’s immense potential

Next Post

AMOS WEKESA: Understanding tourism and it's immense potential

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In