• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

 Abazadde muyambe abasomesa mu kusitula omutindo gw’ebyenjigiriza

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
7 years ago
in Education, Luganda, National, News
5 0
ShareTweetSendShare

KAMISONA mu Minisitule y’ebyenjigiriza avunanyizibwa ku  matendekero ag’eby’emikono Sarah Namuli Tamale, asabye abazadde mu ggwanga lyonna abalina abaana mu massomero, okuvaayo bayambeko ku basomesa mu bintu bintu ebimu kye yagambye nti kigenda kw’ongera okusitula omutindo gw’ebyenjigiriza mu massomero ga Gavumenti.

Tamale agamba nti singa abazadde batwala obuvunanyizibwa n’ebayigiriza abaana baabwe ebintu nga empisa n’obuntu bulamu, okw’ewa ekitiibwa nga bakyali bato, okw’ogera obulungi mu bantu n’ebilala, awo n’abasomesa bajja kuba banguyirwa eddimu ly’okubassamu omutima ogusoma obulungi era bayitire waggulu.

Bino yaby’ogeredde ku ssomero lya KAMDA Secondary mu gombolola ye Mpatta e Mukono, abaana b’amassomero kw’ebakulizza olunaku lw’ekitiibwa ky’omwana w’Africa, olumanyiddwanga Global Diginity Day, olw’atandikibwawo ab’ekitongole kya Next Generation Schools, n’ekigendererwa eky’okusomesa abaana b’amassomero saako n’abasomesa bamanye obukulu obuli mu kw’ewa ekitiibwa.

Yagambye nti ennaku zino abazadde eddimu ly’okutendeka abaana balilekera basomesa bokka mu massomero gy’ebatwala abaana baabwe, n’agamba ekyo tekimala nti kubanga ky’etaaga nabo okumanya nti balina obuvunanyizibwa okukuza abaana nga bampisa ate nga beewa ekitiibwa, nga ekiba kisigalidde b’ebasomesa kubateekamu obwongo bw’ebiyigirizibwa mu massomero,  balyoke bafuuke abantu ab’obuvunanyizibwa mu ggwanga nga bamaze okusoma.

Ye akulira ekitongole kya Next Generation Schools mu ggwanga  Aisha Najjuuko yagambye nti enkola y’okusomesa abaana n’abasomesa okwewa ekitiibwa bagitandikawo oluvanyuma lw’okulaba nga abamu ku basomesa baggwamu ensa n’ebatuuka n’okuganza abayizi b’ebasomesa, ate n’abayizi nabo nga tebakyawa basomesa kitiibwa ekiviirako omuwendo gw’abayizi abawanduka mu massomero okw’eyongera mu ggwanga.

Yanyonyodde nti enkola eno bagitandikira mu massomero agali mu disitulikiti 3 okuli eye Mukono, Wakiso ne Nakaseke emyaka 3 emabega, era nga bagenda kujongerayo okubuna amassomero gonna mu ggwanga.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

Business

Rotarians Rally for Unity at Speke Resort: 5th Africa Peace Concert Raises $113,400 for Peace Building Across Africa

1st November 2025 at 22:14
Nakawa Deputy RCC Edrine Benesa
News

NRM vs NUP Manifestos- The Contrasting Tale of Two Visions for Uganda’s Future

1st November 2025 at 17:24
News

5 killed as suspected attackers launch coordinated assault on UPDF, Police 

1st November 2025 at 13:27
Next Post

RWANDA: Rwangombwa gets another term at Central Bank

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3218 shares
    Share 1287 Tweet 805
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    42 shares
    Share 17 Tweet 11
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    37 shares
    Share 15 Tweet 9
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1308 shares
    Share 523 Tweet 327
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    131 shares
    Share 52 Tweet 33
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Rotarians Rally for Unity at Speke Resort: 5th Africa Peace Concert Raises $113,400 for Peace Building Across Africa

1st November 2025 at 22:14
Nakawa Deputy RCC Edrine Benesa

NRM vs NUP Manifestos- The Contrasting Tale of Two Visions for Uganda’s Future

1st November 2025 at 17:24

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Rotarians Rally for Unity at Speke Resort: 5th Africa Peace Concert Raises $113,400 for Peace Building Across Africa

1st November 2025 at 22:14
Nakawa Deputy RCC Edrine Benesa

NRM vs NUP Manifestos- The Contrasting Tale of Two Visions for Uganda’s Future

1st November 2025 at 17:24

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda