• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Mukomye okutulugunya abatalina misango, Omutanda ssi musanyufu.

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Luganda, News
3 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

Bya Moses Kizito Buule.

SSABASAJJA Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alaze obwenyamivu olw’ebikolwa ebikyamu ebiriwo era ebigenda mu maaso mu ggwanga ng’ekimu ku bbyo, kwe kutulugunyizibwa kw’abantu ssekinoomu ng’anabasinga olumu kizuulibwa nga baba tebalina misango. tebaba

Okwogera bino,Ssabasajja Kabaka abadde ku  kitebe kye Ggombolola  Nanfumbambi Ntenjeru awategekeddwa omukolo omukulu ogwa bulungi bwansi.

Saabasajja kabaka yagambye nti mweraliikirivu olw’amawulire agazze gatambula okuva ku ntandikwa y’omwaka guno olw’abantu banaalumanya ne ba saalumanya abatirimbulwa  obw’emage n’asaba abantu naddala abavubuka okwewala okwenyigira mu bikolwa eby’ekitujju nga bino.

Kabaka ng’atuuka ku mukolo ku Ggombolola e Ntenjeru.

“Tukolere wamu ng’oBuganda okw’ewala emize egy’engeri nga zino omuli okutta abantu,amaanyi g’emwandikozesezza mu ebyo  mugakozese okukola emirimu emirala eginaabayamba okw’ekulakulanya”Ssabasajja kabaka bwe yagambye.

Mu kwongerako omutanda yalaze obw’etaavu obuli mu kukulaakulanya ebitone by’abaana era n’asaba abazadde okukomya okubasalirawo olw’ensonga nti kino ebiseera ebisinga kibajja ku mulamwa oluusi ne bakola n’ebitasaanidde olwa puleesa enyingi eba ebeteekedwako okuva mu bazadde babwe.

“Abazadde muyitirizza okutuulilira ebitone by’abaana bamwe ekitali kituufu. Mulimu gwaffe nga abazadde okukulakulanya ebitone by’abaana baffe ate mubayambe okuzuula obulungi bye basobola n’ebyo bye batasobola  olw’o Buganda busobole okukuza abavubuka ab’omugaso era abasobola okwekolelera nga bayita mu bitone byabwe” Omutanda bwe yagambye.

Ssabasajja n’abamaGgombolola mu kyaggwe.

Kabaka nate asabye abantu okuba abanyiikivu mu buli bye bakola wabula n’akukkulimira abantu abesibye  ku ngombo ya gumenti okubayamba buli kiseera ne beerabira nti basobola okwekolelera okwetusaako ebirungi byonna bye baagala.

“Njagala okutegeeza abavubuka nti ebirungi biva mu ntuuyo. Emirimu mingi gy’oyinza okukola nga tolinze gavumenti kukuduukirira okwekulakulanya ng’ogyeeko egya ofiisi abasinga ku mwe gye mwesunga. Musobola okugogola emyala n’okusima enzizi ku byalo byamwe ne mutalera ngalo ekiyinza okubaviiramu okulowooza ebikyamu”Ssaabasajja Kabaka bwe yagambye.

Ono era akubirizza abavubuka okweyuna okwewola ssente mu bibiina eby’obwegassi basobole okugaziya bizinensi zaabwe ate era bafube okulaba nga bawa ne bavubuka banaabwe emirimu nabo basobole okwekulakulanya  nga kwogasse n’okwetuusaako bye baba beetaaze.

Ssabasajja kabaka yasiimye eky’abavubuka okwenyigira mu bukulembeze naddala obw’ebika eby’enjawulo era n’abasaba okukozesa ennono n’obuwangwa okukulakulanya obuganda mu ngeri zonna.

“Mbakubiriza okutandikawo ebibiina by’obwegassi mu bika byamwe olw’ensonga nti kino kigenda kubayamba okwegatta n’okukolera awamu ng’abaganda. Njagala abaganda tubeere eky’okulabirako eri obwakabaka obulala tubeere n’eggwanga elyetongodde era eriggumivu.”Omutanda bwe yategeezezza.

Yeebazizza abakungu bonna okuva mu Buganda okwabadde katikkiro Charles Peter Mayiga,Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo,Johnson Muyanja Ssenyonga ssentebe w’akabondo k’ ababaka abava mu Buganda n’abalala bonna abeenyigidde mu nteekateeka zonna eza bulungi bwansi.

Beene n’abamu ku bamaSsaza abetabye ku mukolo e ggulo.

Ye katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abaami ba kabaka okuva mu masaza gonna ageetoolodde Obuganda okuli Kyaggwe,Ssingo,Bugerere,Buddu,Kyaddondo n’amala,okutuuzanga enkiiko okuteesa ku binaakulakulanya amagombolola gaabwe saako n’okufuba okulaba nga balambula ebifo abantu baabwe gye babeera.

Mayiga era abakuutidde okugondera omulanga gwa Ssaabasajja kabaka ogw’okukolanga bulungi bwansi buli lwa mukaaga naddala eri abakozi era n’abasaba okukeeranga ku nkya okulongoosa ebyalo gye babeera oluvanyuma bagende bakole emirimu gyabwe.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

News

Kumi: President Museveni hails Teso for sustaining peace 

4th November 2025 at 21:48
News

President Museveni rallies ngora to back NRM for continued wealth creation and development 

4th November 2025 at 21:40
News

GSMA unveils latest report showing digital policy reforms 

4th November 2025 at 21:33
Next Post

New York Newest Vegan Spot: No Shade From Us, Shady Shack Is On Point

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3221 shares
    Share 1288 Tweet 805
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    43 shares
    Share 17 Tweet 11
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    39 shares
    Share 16 Tweet 10
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1312 shares
    Share 525 Tweet 328
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    134 shares
    Share 54 Tweet 34
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Kumi: President Museveni hails Teso for sustaining peace 

4th November 2025 at 21:48

President Museveni rallies ngora to back NRM for continued wealth creation and development 

4th November 2025 at 21:40

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Kumi: President Museveni hails Teso for sustaining peace 

4th November 2025 at 21:48

President Museveni rallies ngora to back NRM for continued wealth creation and development 

4th November 2025 at 21:40

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda