• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

LABIRIRA EMMWAANYI NGA OMWANA OGAGGAWALE,  HAJI DDUMBA.

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Luganda
5 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

Bya MOSES KIZITO BUULE,  Mukono

OMULIMI w’emmwaanyi kayingo mu ssaza ly’e Nakifuma  Haji Umar Ddumba awadde abalimi amagezi obutaggwaamu maanyi olw’amakungula amatono, wabula bayige obukodyo obw’okugongerako.

Haji Ddumba nga ye nnayini kyuuma ekisunsula emmwaanyi ekya  Yawe Coffee factory ekisangibwa mu kibuga Nakifuma mu Gombolola ye Kimenyedde e Mukono, alima, agula era asunsula emmwaanyi, ng’essamba ye eya yiika 30 eri ku mutala Makukuba e Nabbaale; agamba nti abalimi bwe baneesiba ku magezi g’ekikugu, omutindo n’obungi bw’emmwaanyi bujja kuddamu okutinta okutuuka ku mutindo kwe bwaali  mu biseera byobufuzi bw’amatwaale.

Mu mboozi ey’akafubo ne ERIISO ku nnimiro ye ne ku kyuuma ku bbalaza, yanenyezza nnyo abalimi abakungula emmwaanyi  embisi n’agamba nti be basibukako ab’akatale k’ensi yonna okugaana kaawa waffe, n’agattako nti n’endokwa eziva mu mmwaanyi ento nazo zivaako emmwaanyi okufa oba okuvaamu entono mu makungula.

Yanokoddeyo endokwa ezigabwa aba operation wealth creation ng’ezisinga okuva mu mmwaanyi ezitakuze kimala, n’olw’ekyo ne zifa oba okuvaamu emmwaanyi entono.

Ddumba yawakanyizza abalimi abagamba nti amaanyi agazirima gabawedde olw’endwadde, n’atangaaza nti  akawuka akalya enduli ennaku zino kangu okuzikiriza okusinga kiwotokwa eyakaabya abalimi amaziga gye buvuddeko.

Ku bigambibwa nti emmwaanyi eza kolono zigumira obulwadde, yakkaatirizza nti nazo zilumbibwa obulwadde nga zi kasangwaawo, nti wabula bwe zifiibwaako ng’obylwadde bwakalabibwa, bufa. Yagasseeko nti  okwesiga n’okugoberera amagezi g’ekikugu kikendeereza ddala obulwadde, ne kirinnyisa n’essuubi ly’okuzzaawo omutindo gw’emmwaanyi.

Haji Ddumba yagambye nti okulinnya n’okukka kw’emiwendo gy’emmwaanyi kisisnziira ku miwendo ku katale k’ensi yonna, n’agattako nto okugeza, kilo ya kase eri wakati wa shs 4,000 ne 5,500, sso nga kibooka e kilo egula wakati wa 2,500 ne 3,000.

Yawadde ekifaananyi nti omulimi alina yiika emu bw’aba asimbye endoklwa ezikkirizibwa, n’alabirira ennimiro ye okusinziira ku magezi g’abakugu, mu kunoga emmwanyi  n’azanika bulungi, asobola okufuna amagoba ga shs obukadde 5 omwaaka.

Yawadde ebalimi amagezi obutalima nnimiro gaggadde ze batasobola kulabirira bulungi, wabula balime entonotono ze baanasobola, kibawe amakungula amalungi era ageeyagaza.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

KCCA team meeting Ham Kiggundu over Nakivubo Channel
Business

Lukwago Celebrates as KCCA Halts Ham’s Unauthorized Construction on Nakivubo Channel

22nd August 2025 at 13:00
Agriculture

Dr. Sudhir Ruparelia to Headline UK-Africa Business Summit in London on 12 September 2025

1st July 2025 at 14:24
Community News

MIKE SSEGAWA — Kabaka Mutebi at 70: A Reign of Revival, Unity, and Progress in Buganda

11th April 2025 at 22:25
Next Post

Musomese abaana babayambe nga bakuze.  Muyanja.

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    314 shares
    Share 126 Tweet 79
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    212 shares
    Share 85 Tweet 53
  • Has Sudhir named ‘RR Pearl Tower One’ As A Landmark Memorial to Rajiv Ruparelia?

    81 shares
    Share 32 Tweet 20
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1239 shares
    Share 496 Tweet 310
  • Uganda’s SGR National Content Meeting at Speke Resort Set to Boost Local Participation in Euro2.7bn Railway Project

    36 shares
    Share 14 Tweet 9
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Balimwezo Leads Lukwago in Capital FM Online poll by 40%

3rd September 2025 at 20:14

Minister Aber Hands Over New Water System in Arua to Serve Over 3,100 People

3rd September 2025 at 19:11

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Balimwezo Leads Lukwago in Capital FM Online poll by 40%

3rd September 2025 at 20:14

Minister Aber Hands Over New Water System in Arua to Serve Over 3,100 People

3rd September 2025 at 19:11

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda