• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Pulezidenti Museveni akyusizza mu nkuba, kati akalulu agenda kukanoonya nnyo mu bantu ba wansi abatalowozebwako

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, National, News, Politics
0 0
Mukyala Milly Babalanda ow'okubiri ku ddyo, wamu n'abamu ku bakunzi be Kibiina kya NRM mu Greater Mukono

Mukyala Milly Babalanda ow'okubiri ku ddyo, wamu n'abamu ku bakunzi be Kibiina kya NRM mu Greater Mukono

ShareTweetSendShare

OMUKULEMBEZE we Ggwanga era nga ye Ssentebe we kibiina kya NRM Yoweri Kaguta Museveni akyusizza mu bukodyo bw’okunoonya akalulu omulundi guno, kati essira agenda kusinga kuliteeka ku bantu ba wansi ababadde batalozebwako gye buvuddeko.

Museveni agamba nti abantu abakola emirimu gya wansi omuli abakyala abafumba emmere, ab’etikka emigugu mu butale, ba makanika nabala abakola emirimu egy’awansi bangi kyokka  nga babadde tebafiibwako mu kulonda okuwedde, nga kati ayolekedde okubakwatirako mu mirimu gye bakola saaako n’okubajjayo bajje ku mwanjo ensi we balabira.

Omuyambi wa Ssentebe we kibiina kya NRM mu offiisi ye esangibwa Kyambogo Mukyala Milly Babirye Babalanda yategezezza bino, bwabadde asoma obukaba bwa mukama we Pulezidenti Museveni bwe yamutisse okubutwala eri abakunzi be Kibiina kya NRM mu zi Disitulikiti okuli Mukono, Buikwe, Kayunga ne Buvuma, ababadde bakunganidde ku ssomero lya Mukono Boarding School mu kibuga kye Mukono.

Babalanda bano abategezezza nti balina okuba omumuli gwa Pulezidenti Museveni mu kulonda okubindabinda, nti kubanga yakwatidde ebendera ekibiina kyabwe basobole okumuwangizisa waggulu.

“Banange kati mukama waffe Pulezidenti abasimbudde mugende mumulwanireko olutalo lw’okweddiza obuyinza mu kulonda kuno kubanga amaanyi ge gali mu mmwe abatuukira ddala wansi mu bantu baffe abawansi.

Tayagala musosole mu bantu nga munooya akalulu kubanga abantu bonna abagaala badde ku sayidi ye era atambulire wamu nabo mu mirembe n’okwekulakulanya sso ssi abatamuwagira kubagoba nga ate bandyagadde okwegatta ku kibiina” Babalanda bwagambye.

Ye omuyambi wa Pulezidenti ku nsonga za mawulire Yoseph Tamale Mirundi bwabadde ayogerako gye bali abasabye okuba ab’egendereza nga banoonya akalulu ka Museveni nti kubanga abantu baba balowooza nti bali ku musimbi munene gwe batuulidde songa bambi baba tebalina wano n’asaba abakulu mu offiisi y’omukulembeze we Ggwanga e Kyambogo okuyamba ku bakunzi ba pulezidenti babeemu ne ku nsimbi nga bagenda mu bantu.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

National

PICTORIAL: Uganda Police Force Showcases Professionalism and Skills in Combating terrorism, Violence 

27th March 2023 at 20:33
Police spokesperson Fred Enanga
National

We shall deal with you decisively! Police warn Ugandans planning to carry out demonstrations over food prices

27th March 2023 at 16:35
Hon. Nambooze (R) chairing the committee where UNRA Ed, Kagina (in black and white) appeared
National

MPs irked by delayed works on Kampala-Jinja Highway

27th March 2023 at 15:17
Next Post

Why Bobi Wine must stop his social media warriors from abusing his opponents with immediate effect

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In