• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Friday, February 3, 2023
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ababadde beesunga Masiki za Gavumenti olwaleero bajja kugira balindako ennaku endala 3, Atwine

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
10th June 2020 at 13:06
in Health, Luganda, National, News
0 0
0
Ababadde beesunga Masiki za Gavumenti olwaleero bajja kugira balindako ennaku endala 3, Atwine

Health Ministry Permanent Secretary Dr Diana Atwine

0
SHARES
0
VIEWS
ShareTweetSendShare

BANNAUGANDA ababadde beesunga obukokolo obubikka ku mimwa ne ku nnyindo Gavumenti bwe yagamba okugaba obw’obwerere bagenda kugira balindako ennaku endala 3 mu maaso oluvanyuma lwa makampuni agaweebwa olukusa okubukola okuba nti tebannaba kumaliriza.

Olunaku lwe ggulo Pulezidenti Museveni bwe yabadde ayogera eri e Ggwanga ku lunaku lwa bazira yagambye nti, Masiki za Gavumenti ez’obwerere zaabadde zakutandika kugabwa leero ku lw’okusatu mu bantu naddala abali ku zi Disitulikiti eziri ku nsalo ze Ggwanga.

Omuwandiisi owe nkalakkalira mu Minisitule ye By’obulamu Diana Atwine agambye nti okugaba zi masiki zino tekugenda kusoboka olwaleero oluvanyuma lwa makampuni agakwasibwa omulimu guno okuba nti masiki  ze basooka okukola zagaanibwa abakola ku mutindo gwe bintu ebikozesebwa mu Ggwanga, era ne bakkaanya okuddamu okukola endala zirina emibiri 3 nga bwe kyalagirwa aba Minisitule ye by’obulamu saako ne Kabinenti.

Atwine agamba nti amakkampuni mu kusooka gaali galagiddwa okukola Masiki za mibiri 2, kyokka naye bwe kyakyusibwa okudda ku mibiri 3 kitegeeza nti omulimu gwali gulina okuddamu buto, okusobola okufuna ekituufu kye nnyini.

Akulira ekitongole kye bintu ebikozesebwa mu Ggwanga Dr. Ben Manyindo agambye nti, bamaze okufuna Masiki ezaddibwamu okukolwa okuva mu kitongole kye by’obulamu nga kati bali ku mulimu gw’okuzikebera kyagambye nti kyanditwalayo ennaku endala 3.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: COVID-19Dr Diana AtwineDr. Ben ManyindoMinistry of Health
Previous Post

Mubende turned into a food basket because of Gen Kasirye Gwanga- District Chairperson Kibuuka 

Next Post

Stop glorifying colonial rulers, change street names in Kampala, other cities- Ex-Buganda attorney general Makubuya petitions government

Next Post
Trouble as high profile Kabaka’s officials run to court over ‘land gift’

Stop glorifying colonial rulers, change street names in Kampala, other cities- Ex-Buganda attorney general Makubuya petitions government

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In