• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omulamuzi agobye okusaba kwa Bobi Wine, Chairman Nyanzi awonye okukwatibwa

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
16 0
Omulamuzi agobye okusaba kwa Bobi Wine, Chairman Nyanzi awonye okukwatibwa

Fred Nyanzi akulembedde, Bobi Wine Wakati n'aba People Power Nga bava mu kkooti y'okuluguudo Buganda

ShareTweetSendShare

OMUBAKA wa Kyadondo East mu Palimenti Robert Kyagulanyi Sentamu asabye omulamuzi wa kkooti y’okuluguudo Buganda Ketty Achaa Joan agobe omusango ogwamuwawabirwa ogw’okujeemera ebiragiro bya Poliisi.

Bwabadde alabiseeko olwaleero okusobola okuwulira emisango egimuvunanibwa, nga gino gyamuggulwako ku ntandikwa y’omwaka guno ye ne banne bwe beekalakaasa nga balaga obutali bumativu eri omusolo ogumanyiddwanga OTT.

Akuliddemu oludda oluwaabi Barbra Kyomugisha agaanyi okusaba kwa Kyagulanyi nagamba nti babadde bakyetaagayo akadde okusobola okuyita abajulizi bonna bajje mu kkooti, yadde nga ne Puliida wa Kyagulanyi Luyimbaazi Nalukoola naye abadde asabye omuwaabi wa Gavumenti okukkiriziganya n’okusaba kw’omuntu we.

Nalukoola agambye nti kkooti etutte obudde bungi ku musango guno, kyokka nga abantu be baawolereza beetegefu okuwozesebwa, nagamba nti Gavumenti bweba terina kigendererwa mu musango guno egugobe.

Omulamuzi Ketty Achaa omusango agw’ongeddeyo okutuusa nga 17 omwezi gw’omwenda omwaka guno.

Mu kusooka wabaddewo katemba mukulu wa Kyagulanyi amanyiddwanga Fred Nyanzi wawonedde awatono okuteekebwako ekibaluwa ki bakuntumye oluvanyuama lw’okulwawo okutuuka mu kkooti, nga banne babadde mu kaguli nga ye talabikako.

Wabula oluvanyuma Nnyanzi atuuse era omulamuzi n’amutegeeza nti abadde agenda kulagirwa akwatibwe olw’obutalabikako mu kkooti.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

For marriage, family, love, job/promotion. Goodluck in your business/lottery, court cases, diseases and other Spells kindly call Kiwanga Doctors on +254 769404965 or CLICK HERE

Share3Tweet2SendShare
Previous Post

Friends kill 19-year-old after failing to pay Shs1,000 bet

Next Post

Nigerian gov’t declares Singer Tekno ‘security threat’ after his nude music video goes viral

Next Post
Nigerian gov’t declares Singer Tekno ‘security threat’ after his nude music video goes viral

Nigerian gov't declares Singer Tekno 'security threat' after his nude music video goes viral

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In