• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Minisita Nantaba akaayukidde Poliisi, Mumbulire abali emabega w’okwagala okuntemula

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
17 0
Minisita Nantaba akaayukidde Poliisi, Mumbulire abali emabega w’okwagala okuntemula

Hon Aidah Nantaba nga afukamidde mu kkanisa mu maaso g'abasuma

Share on FacebookShare on Twitter

MINISITA omubeezi ow’ebyempuliziganya ne Tekinologiya era nga ye Mubaka omukyala akikirira Disitulikiti ye Kayunga mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu Erios Aida Nantaba atabukidde abakulu mu Poliisi ye Ggwanga era nabasaba bamubuulire abantu abali emabega w’okwagala okumutemula nti kubanga n’okutuusa kati tewali kigenda mu maaso okuva Sebulime bwe yattibwa.

Nantaba agamba nti Omuduumizi wa Poliisi Martin Okoth Ochola wamu n’omwogezi Fred Enanga mu kusooka  baalaga nti  ensonga y’okunonyereza ku bantu abaali emabega w’omuvubuka Ronald Sebulime, bagenda kugilondoola nti era baali bakunonyereza ku masimu omuselikale cpl. David Ssali ge yakubako olunaku olwo, agagambibwa nti mwe yafunira neyamulagira okukuba Sebulime amasasi agamuttirawo.

“Poliisi simanyi kyekola kubanga buli kiseera bagamba banonyereza, oba balinda batemu kumala kunzita simanyi, banange abantu bangi battiddwa okuli Muhamed Kirumira, Abiriga nabalala be bakwata ate be batta naye nze guno kati omulundi gw’akuna emilala temwagimanya ba sebo ne ba nnyabo, mumanyiiko gumu ogw’eyoleka mu lwatu ensi yonna n’emanya” Nantaba bwe yategezezza nga bwayoza ne ku mmunye.

Hill Water

Okwogera bino yabadde mu kusaba okwokwebaza Katonda mu kkanisa y’abadiventi esangibwa mu kabuga k’ebukolooto mu Disitulikiti ye Kayunga ku lw’omukaaga, nga eno abakkiriza bangi saako n’abawagizi be bamwanirizza mu bungi nga kwotadde n’okumukulisa bye yayitamu gye buvuddeko.

Yategezezza nti kati amaze ebbanga lya myezi 2 nga tava waka olw’okutya okuttibwa, nagamba nti awulira nti Sebulime yali ne banne abalala Poliisi beetakwatanga kyagamba nti kitadde embeera y’obulamu bwe mu katyabaaga.

Yanyonyodde nti ayagala nnyo okumanya omuntu ayawa Cpl. Ssali ebiragiro okutta Sebulime gwe baali bamaze okukwata nga ateekeddwa ne ku mpingu.

Omwogezi wa Poliisi Fred Enanga agambye nti Poliisi tetudde butuuzi era bakola ekisoboka kyonna okulaba nga bafuna obujulizi bwonna obwetaagisa mu musango guno oluvanyuma gutandike okutambula.

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share3Tweet2Send
Previous Post

Speaker Kadaga: We are frustrated with Executive’s inaction on the corrupt, Parliament recommendations

Next Post

SERUGO’S SINK: Get Uganda Communications Commission out of local film

Next Post
Godfrey Mutabazi's UCC seems not to have a clue about running of local arts

SERUGO’S SINK: Get Uganda Communications Commission out of local film

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In