• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tukooye ebinnya mu makubo, bannaKampala batabukidde KCCA

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 years ago
in Luganda, News
3 1
ShareTweetSendShare

ABATUUZE abawangalira mu bitundueby’enjawulo mu kibuga kye Ggwanga ekikulu Kampala balaajanidde KCCA okubataasa ku makubo mu bitundu byabwe agajjuddemu ebinnya ebivuddeko obubenje okweyongera n’akalippagano k’ebidduka ssaako abamenyi b’amateeka okuzifuula empuku yaabwe.

Ebinnya biri mu luguudo oluva e Mpereerwe okudda mu Kiti nga biri mu maaso g’ekkanisa ya St. Stephens e Mpereerwe n’essomero lya KCCA erya Mpereerwe Pulayimale abatuuze bye bagamba nti bizze bivaako obubenje , mmotoka okutubirirawo n’abamenyi b’amateeka okuteegerawo abantu ne bababba naddala ekiro.

Ebilala bili ku luguudo acacia avenue olugatta ebitaala bya FairWay ku Kamwokya olw’atongozebwa akolanga Executive Director wa Kampala Andrew Kitaka gye buvuddeko, era nga bwe yali alutongoza yagamba nti omulimu gugenda kutandikirawo, okuli okulugaziya saako n’okulukola lubeera kawerette.

Wabula ate ekyewunyisizza abatuuze kwe kuba nti kati ate ekitongole kya KCCA mu kifo ky’okulukola ate basazeewo kuziba binnya ebibaddemu ate nga n’ebimu baalese tebabikoze ekintu kye bagamba nti sikyabwenkanya kubanga bawa emisolo mingi mu kitongole kya KCCA.

Julius Muwonge omu ku balina bizinensi mu kifo kino yategeezezza nti mmotoka z’abantu nnyingi zonooneddwa lwa binnya nga n’emmotoka za ambyulensi eziba zitwala abalwadde mu malwaliro okuli erye Mulago zikaluubirirwa olw’ebinnya.

Samuel Luyima agamba nti nti abakozi ba KCCA baakuba ebifaananyi oluguudo lwe Mpererwe  kati omwaka mulamba nti kyokka tebakomangawo kubaako kye bakola kyagamba nti bandiba nga baberabira dda.

“Bannange naffe tuli balonzi ate tusasula omusolo lwaki temutulumirirwa! Oluguudo lumaze emyaka 10 nga mulukuba biraka mutuyambe ku luno musooke mukole omwala kuba enkuba bw’etonnya amazzi ganjaalamu ne gatwala ebiraka bye baba bakubye,” Luyima bwe yategeezezza.

Yagasseko nti abamenyi b’amateeka mu kifo kino baafulawo kya kutegeerawo bantu ne babba okuva ssaawa 5:00 ez’ekiro ng’okusinga bataayiza ba bodaboda eziba zitaddeko abasaabaze ne babanyakulako obusawo.

Yayongeddeko nti abeebigere baalaba tebalina we bayita ne bateekawo akakubo ku lukomera lw’essomero nga mu kiseera kino ate aba bodaboda ke bakozesa Mike Ssemakula omuwanika wa LC y’e Nammere – Mpereerwe yategeezezza nga bwe bazze beemulugunya ku kkubo lino ne batayambibwa.

Ismael Ntale omumyuka wa meeya w’e Kawempe yategeezezza  nti ensonga KCCA egimanyiiko era mu bbanga ttono bagenda kuzibukula ebigoma ebyazibikira bateekewo ne ka kkoolaasi mita 40.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

News

President Museveni wraps up Acholi campaign trail with emphasis on peace, development and wealth creation 

24th October 2025 at 20:15
News

Dr. Masembe Robinson wins Uganda Development Champions Award and to be Inducted in the Uganda Development Champions Journal 2025

24th October 2025 at 10:10
News

Dr. Sudhir Ruparelia Voted Best Honorary Consul General in Uganda

24th October 2025 at 09:46
Next Post

Uganda Tourism Board to classify tourism facilities in the country

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3210 shares
    Share 1284 Tweet 803
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    40 shares
    Share 16 Tweet 10
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    35 shares
    Share 14 Tweet 9
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1298 shares
    Share 519 Tweet 325
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    33 shares
    Share 13 Tweet 8
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni wraps up Acholi campaign trail with emphasis on peace, development and wealth creation 

24th October 2025 at 20:15

Dr. Masembe Robinson wins Uganda Development Champions Award and to be Inducted in the Uganda Development Champions Journal 2025

24th October 2025 at 10:10

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni wraps up Acholi campaign trail with emphasis on peace, development and wealth creation 

24th October 2025 at 20:15

Dr. Masembe Robinson wins Uganda Development Champions Award and to be Inducted in the Uganda Development Champions Journal 2025

24th October 2025 at 10:10

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda