• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Bannamawulire balumirizza omuwandiisi wa Kkooti Fred Wanninda okubayisaamu empi

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 years ago
in Luganda, News
11 0
ShareTweetSendShare
Wabaddewo akasatiro ku kkooti ye by’obusubuzi mu Kampala, akola ng’omuwandiisi we kitongole ekilamuzi  ekya Planning, Performance and Development Fred Waninda bwasiwuse empisa n’akkakana ku bannamawulire
nabakuba.
Abakubiddwa kuliko Kisakye Hannington owa Smart 24  television ne Eric Yiga owa Salt Media nga bano babdde bagenze okusaka amawulire ku Kkooti kyokka Wanninda nabakakkanako n’abayisamu empi okukkakana nga kkamera gye babadde beeyambisa okukwata ebifananyi yonna yaononeddwa.
Bannamawulire babadde bagenze mu kkooti okuwulira omusango bamulekwa b’omugenzi Charles Mulindwa Mubi saako n’abatuuze abali ku ttaka lye gwe baatwala mu kkooti ebayambe ku Waninda eyatwala ettaka
lyabwe mu lukujjukujju.
Kisakye agamba nti Waninda olwa mulabye ng’akwata ebifanannyi kwe kumukkakano n’amukuba saako n’okwonoona kkamera era ensonga yazitutte ku poliisi ya CPS e Kampala , wabula bweyatuuseeyo nebamujjuliza nti ensonga az’ongereyo mu b’ekitongole ekivunanyizibwa okulondoola kkooti.
Ayogeddeko nti era yagezezako okwagala okukuba bannamawulire abalala ababadde bakwata ebifanannyi ekyawaliriza abakuuma  ddembe ababaddewo okumugyawo okutaasa embeera. Kisakye asabye ab’ekitongole ekilamuzi okuvaayo kikwate ku musajja wakyo asobole okufuna obwekanya.
[/media-credit] Bannamawulire okuli Eri Yiga ne Hannington Kisakye abalumiriza Wanninda okubakuba
Ono era alaze nga mu kiseera kino obulamu bwe buli mu matigga nga tamanyi mukulu ono kyazzaako olw’esonga nti abadde amaze ebbanga ddene nga  yewera okutuusa obulabe ku bannamawulire.
Ye Eric Yiga agamba nti omukulu ono agufudde muze ogw’okukuba bannamawulire nga ne gyebuvuddeko yamulumba n’amukuba ng’ayambibwako abantu abatali bamu, bwatyo nasaba b’ekikwatako okuvaayo.
Ono akukulumidde poliisi ya CPS olw’obutabayamba nga buli ofiisi obwedda gye batuukamu nga babategezza ng’ensonga zabwe bweziri enenne nnyo ezetaaga abakulu okutuusa bwe balemeseddwa okugulawo omusango.
Abafamire ya Mulindwa balumiriza Wanninda gwe baleeta okubayambako munsonga z’amateeka bwe bali bagabana ettaka lya kitabwe mu 2014 ate n’abefuulira neyeddiza ettaka lyabwe ng’ayiita mukunjigirira
ebiwandiiko era nga musango guno guli mu maaso ng’omulamuzi Jane Margreat Alividza nga
gw’akuddamu okuwulirwa nga 15-16 omwezi ogujja.

Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet2SendShare

Related Posts

Business

CAN JOHN BOSCO MUWONGE CLAIM A SPOT AMONG AFRICA’S WEALTHIEST?

5th July 2025 at 18:09
Chancellor of Jinja Diocese and Bishop’s Secretary, Fr. Gerald Mutto
News

Preparations for St. Gonzaga Gonza Day celebrations complete 

4th July 2025 at 17:54
News

New business lounge commissioned at Entebbe International Airport

4th July 2025 at 16:40
Next Post

Floating bodies force Rwanda to suspend activities on Lake Kivu 

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1112 shares
    Share 445 Tweet 278
  • Silent Billionaire Bosco Muwonge Buys Mukwano Arcade at UGX 250 Billion Cash Down

    37 shares
    Share 15 Tweet 9
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2286 shares
    Share 914 Tweet 572
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    44 shares
    Share 18 Tweet 11
  • LIST : Gov’t releases Revised Salary Structure for Teachers, Police, and Prisons Staff for FY 2024/2025

    120 shares
    Share 48 Tweet 30
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

CAN JOHN BOSCO MUWONGE CLAIM A SPOT AMONG AFRICA’S WEALTHIEST?

5th July 2025 at 18:09
Bwanika Joseph

BWANIKA JOSEPH: The Ballot and the Briefcase, Uganda’s Corporate Workers Must Vote for Fairness and Dignity

5th July 2025 at 10:36

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is set to speak at business forum in United Kingdom

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

CAN JOHN BOSCO MUWONGE CLAIM A SPOT AMONG AFRICA’S WEALTHIEST?

5th July 2025 at 18:09
Bwanika Joseph

BWANIKA JOSEPH: The Ballot and the Briefcase, Uganda’s Corporate Workers Must Vote for Fairness and Dignity

5th July 2025 at 10:36

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda