• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Thursday, February 2, 2023
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Bobi Wine awabudde Besigye, emirundi 4 gye wesimbyewo gimala

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4th April 2019 at 16:26
in Luganda, National, News, Politics
0 0
0
143
SHARES
0
VIEWS
ShareTweetSendShare

OMUBAKA wa Kyadondo mu Palimenti Robert Kyagulanyi Ssentamu era nga ye mukulembeze w’ekisinde ki People Power awabudde akulembera oludda oluvuganya Gavumenti owa FDC Dr. Kiiza Besigye akome ku mirundi 4 gy’azze yesimbawo, ogw’okutaano agulekere abalala bakulembere omulimu gw’okukyusa obukulembeze bwe Ggwanga Uganda.

Ono agamba nti ye ne banne bakkiririza mu kigambo kukyusa buyinza n’akalulu nga abantu bennyini beebesaliddewo, obutafananako nga Besigye buli kaseera aba n’okwewolereza okwenjawulo nga bamuwangudde, natuuka n’okugamba nti akalulu tekasobola kujja Pulezidenti Museveni mu buyinza.

Kyagulanyi okwogera bino abadde ku mukolo gw’ekibiina kya Democrati Party, DP ogubaddeko okuteeka emikono ku ndagaano wakati w’ebibiina okuli ekya Social Democratic Party SDP ekikulemberwa Michael Mabikke saako ne Peoples Development Party PDP ekikulirwa Abed Bwanika.

Agambye nti ebya Dr. Kiiza Besigye byagamba nti akalulu tekasobola kujja Pulezidenti Museveni mu buyinza ebyo bibye amuvuganyizza emyaka 20 nga tamuwangula, nagamba nti ye abadde ebbanga lyonna akubiriza abantu okufuna ndaga muntu beetabe mu kukyusa obukulembeze bwe Ggwanga kyokka nga waliwo abantu abalina ekigendererwa kyayise oky’okubamalamu amaanyi nga bagamba nti endaga muntu teyinza kujja Mukulembeze aliko mu buyinza.

Anyonyodde nti obuyinza bwe banoonya bwa bantu nga bannabyabufuzi balina kukulembera bukulembezi olwo abantu babulijjo ebilala be balina okubimala

“Baganda bange kino tukilabyeko mu kulonda okubaddewo emabega nga abantu beesalirawo ate mu bungi nga ekyali e Kyadondo, Jinja East, Bugiri ne Arua nkikakasa nti amaanyi g’abantu gajja kuddamu okulabika mu 2021” Bobi Wine bwe yagambye.

“Omuntu tasobola kwesimbawo mirundi 4 nga asuubira okuwangula, ate ogw’okutaano namala nagamba nti ebyakalulu tebikola, ffe tugamba nti tukkiririza mu kalulu era bikola” bwe yayongeddeko.

Gye buvuddeko Abed Bwanika nga naye abadde ajja yesimbawo ku kifo ky’obukulembeze bwe Ggwanga saako ne Hon. Micheal Mabikke baawa Dr. Besigye amagezi eby’okwesimbawo abaiveeko alekere abalala, kyokka Besigye azze aky’ogera lunnye nti talina gw’ayinza kulekera.

Asuman Basalirwa akulira ekibiina kya Justice Forum,  Nobert Mao akulira Dp ne Mugisha Muntu bonna bakubirizza ab’oludda oluvuganya okubeera obumu, nti kubanga omuntu gwe balwanyisa bwalaba nga tebetegese kijja kumuberera kyangu okubayuza.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: Abed Bwanikabobi wineKiiza BesigyeMicheal Mabikkemugisha muntu
Previous Post

Andy Events now pinned for embezzling Lydia Jasmine’s finances after B2C debacle

Next Post

Sights and sounds of Lake Mburo National Park come alive with Kigambira Safari Lodge

Next Post

Sights and sounds of Lake Mburo National Park come alive with Kigambira Safari Lodge

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In