Kizito Moses Buule

1358 Articles

2 bakakasiddwa okuba nti be baafiiridde mu kizimbe ekyagudde mu kibuga kye Jinja

ABANTU 2 bakakasiddwa okuba nti be baafiiridde mu kizimbe eky'emyaliriro egiwerako ekyagudde mu kibuga kye Jinja akawungeezi k'olwokusatu. Omwogezi wa…

1 Min Read

Bugingo agenda kukunyizibwa olw’ebigambo ebikankana by’ayogera ku bufumbo obutukuvu ennaku zino

OMUSUMBA we Kkanisa ya House of Prayer Ministry esangibwa mu kitundu kye Makerere Kikoni mu Kampala ebigambo byandimwononekera olw'ebigambo ennaku…

2 Min Read

Owa 24 afiiridde mu kaduukulu ka Poliisi e Bukomansimbi, abadde ateberezebwa kubba Solar

ABENGANDA z'omuvubuka Deo kayemba atemera mu myaka 24 nakati bakyewunaganya engeri omwana wabwe gye yafiiridde mu kaduukulu ka Poliisi. Kino…

1 Min Read

Ba Minisita abaggya balayiziddwa, Pulezidenti Museveni abalabudde ku nguzi

ABAALONDEBWA ku bwa Minisita gye buvuddeko balayiziddwa era ne batandikirawo emirimu mu butongole. Bano okuli Minisita wa Gavumenti e'ebitundu Raphael…

1 Min Read

Oyimiriziddwa!!! Sheik we Kayunga eyawasa musajja munne ebigambo byongedde okumwononekera

SHEIK Muhammad Mutumba eyaggwa ku kibambulira ky’okuwasa musajja munne wiiki ewedde, ebigambo by’ongedde okumwononekera bwayimiriziddwa ku mirimu gy’okubuulira ekigambo kya…

2 Min Read

Wuuno munnamateeka Nsubuga Sebagayunga eyesomye okusigukulula Minisita Kibuule mu Mambuka ga Mukono

EBY'OBUFUZI mu kitundu ky'omumambuka ge Mukono by'ongedde okunyinyitira era kati abalonzi eludda eno batuula bufofofo nga balindirira ekiddako mu kulonda…

7 Min Read

Omubaka Sekikubo akwatiddwa bwabadde agezaako okuggulawo akatale ke nte akaggalwawo olw’akalusu e Sembabule

WABADDEWO Vvawo mpitewo nga poliisi ekwata omubaka we Ssaza lye Lwemiyaga mu Palimenti Theodral Sekikubo abadde akedde okukunga abatuuze baggulewo…

2 Min Read

Kyagulanyi asazeewo okuddamu okukola entekateeka endala mwagenda okuyita okwebuuza ku Balonzi

OMUBAKA wa Kyadondo East mu Palimenti era alubirirwa okuvuganya ku bukulembeze bwe Ggwanga Robert Kyagulanyi Sentamu, asazeewo okuddamu okukola entekateeka…

2 Min Read

Gavumenti ya Uganda esazeewo okuyimbula bannaNsi ba Rwanda abaali baakwatibwa gye bwavaako

OLUVANYUMA lwa bakulembeze okuli owa Uganda ne Rwanda okusisinkana gye buvuddeko mu kibuga Ruanda ekya Angola ne babaako enzikiriziganya saako…

2 Min Read

Abakozesa oluguudo lwe Kasensero mu Kyotera bakaaba, Emmotoka zimalamu wiiki 2

ABATUUZE abakozesa oluguudo olugenda ku mwalo gwe Kasensero mu Disitulikiti ye Kyotera ge bakaaba ge bakomba oluvanyuma lwo luguudo lwabwe…

1 Min Read

Amaggye ne Poliisi basazeeko offiisi za People Power ezisangibwa e Kamwokya

EKITONGOLE ky'amaggye gw Ggwanga ne Poliisi basazeeko offiisi z'ekisinde kya People Power ekisangibwa e Kamwokya ku nkingizzi ze kibuga Kampala.…

2 Min Read

Bobi wine atandika ku Mande okukuba enkiiko z’okwebuuza ku balonzi ku nsonga y’okwesimba ku bwa Pulezidenti

OMUKULEMBEZE we kisinde kya People Power era omubaka wa Kyadondo East mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu Robert Kyagulanyi Ssentamu amaze…

1 Min Read

Abalondebwa Pulezidenti ku bwa Minisita basunsulwa nkya, Akakiiko kasookera ku Magyezi

ABANTU abalondebwa omukulembeze we Ggwanga Gen. Yoweri Kaguta Museveni ku bwa Minisita gye buvuddeko, kikakasiddwa nti basunsulwa lunaku lw’akutaano nga…

1 Min Read

Wuuno Helen Nakimuli omuvubuka eyesomye okusigukulula omubaka Nabayiga ku ky’omubaka omukyala e Kalangala

EBY'OBUFUZI mu Disitulikiti ye Kalangala buli olukya byeyongeramu ebbugumu abantu ab'enjawulo bwe batandise okusonga ku bifo mu lwatu bye beegwanyiza…

4 Min Read

Engule zonna Hill Water ezetisse omwaka guno, Agikulira ayogedde obukodyo bwe bakozesa

ABAKULIRA kkampuni ya mazzi g'okunywa aga Hill Water basambira mabega nga jjanzi oluvanyuma lw'okwetikka engule z'amazzi g'okunywa zonna omwaka guno.…

2 Min Read