Kizito Moses Buule

1358 Articles

Abantu ab’enjawulo beemulugunyizza ku bbeyi ya mafuta ekyukakyuka buli kadde, omukugu atangazizza

EKIMU ku bintu ebisinga okukendeeza oba okwambusa ebbeyi ya buli kintu ge mafuta naddala aga Petulooli ne Dizero agatambuza ebidduka,…

3 Min Read

Mwewale eby’obufuzi by’obukyayi, Minisita Kuteesa alabudde abe Sembabule

MINISITA we Ggwanga avunanyizibwa ku nsonga ze bweru walyo,  mu ngeri yeemu nga ye Ssentebe we kibiina kya NRM mu…

1 Min Read

Omusubuuzi Charles Kirumira amaliridde okusigukulula Minisita Haruna Kasolo e Kyotera.

EBBUGUMU ly’eyongedde mu kuvuganya ku kifo ky’omubaka akiikirira e Ssaza lye Kyotera mu Buddu, omuvubuka era omusuubuzi Charles Kirumira bwasazeewo…

8 Min Read

Ebisale bye ntambula mu Ggwanga byeyongedde okwekanama mu biseera bya Ssekukkulu.

EMBEERA ye by’entabula mu Ggwanga eyongedde okutabuka, abagoba be bidduka ebikola ogw’okusabaza abantu bwe bongedde okuwanika ebisale mu nnaku za…

2 Min Read

Mwewale okutyoboola omulimu gw’obusawo gyemugenda, abatikkiddwa ku St Elizabeth balabuddwa

Ligesitula wa Allied Health Professionals' Council Patrick Mpiima Kibirango alabudde abasawo okwewala okukola ebintu ebityoboola omulimu gwabwe. Mpiima anokoddeyo abasawo…

2 Min Read

Tukuletedde Agnes Kwagala Tumusiime omuvubuka ayagala ekifo ky’omubaka omukyala owa Sembabule.

EBY’OBUFUZI mu Disitulikiti ye Sembabule by'eyongeddemu ebbugumu, oluvanyuma lw’omuvubuka embula kalevu Agnes Kwagala Tumusiime okw'esowolayo avuganye ku kifo ky’omubaka mu…

6 Min Read

Komya okuyingiza amaggye mu nkayana ze ttaka, Gen Tumwine atabukidde Gen. Angina

MINISITA we by'okwerinda Gen. Elly Tumwine atabukidde munnamaggye munne Lt. Gen Charles Angina nga amulanga okuyingiza ebitongole bye by'okwerinda mu…

2 Min Read

Twagala Sebamala, Abatuuze mu Bukoto Central batandise okudamu okufuna esuubi mu by’enkulakulana,

ABATUUZE b'omuSsaza lye Bukoto Central ekisangibwa mu Disitulikiti ye Masaka kyadaaki  bandifuna ku ssanyu nga liva mu nkulakulana etandise okweyoleka…

7 Min Read

16 bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu mataba e Bundibugyo, Abamu bakyabuze

ABANTU 16 bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu mataba agasazeeko ebitundu bye Bundibugyo ate abamu ku batuuze bakyabuze mu kiseera kino.…

1 Min Read

Ekituufu nsimbi ze zaatutabudde ne Maneja Francis, Taata wa Fresh Kid ayogedde

ABANTU bagamba nti nze nina omululu ku nsimbi z'omwana wange naye ekyamazima zibadde zisusse okukwatibwamu ennyo!! Bwatyo Taata w'omuyimbi Patrick…

2 Min Read

Museveni alabudde kukutondawo ebibuga ebiggya, Tetulina nsimbi zigenda kubiyimirizaawo

PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni alabudde ku mbeera y’okutondawo ebibuga ebiggya, nagamba nti kigenda kuba kizibu okubiyimirizaawo kubanga ensimbi eziriwo zaategekebwa…

1 Min Read

Omuyizi wa Yunivasity attiddwa!! Bafunye obutakkaanya n’omusilikale we kitongole ekikuumi

ABAYIZI be Ttendekero lya Kampala University ettabi elye Jinja baguddemu ensisi omukuumi we kitongole ky’obwanakyewa bwakubye muyizi munaabwe amasasi agamutiddewo.…

1 Min Read

Siwagira basiyazi naye mpa ekitiibwa eddembe lyabwe, Bobi Wine ayogedde.

OMUBAKA wa Kyadondo East mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga bwatawagira…

2 Min Read

Tetugenda kwongezaayo bbanga lya kukebera nkalala z’abalonzi, ebula ennaku 6, Byabakama

SSENTEBE wa kakiiko ke by'okulonda Omulamuzi Simon Byabakama alabudde abantu abatanagenda kukebera nkalala za balonzi mu bitundu byabwe, nagamba nti…

2 Min Read

Ba DISO, GISO, PISO ne bambega abalala temukoze kimala kulwanyisa nguzi, Museveni

OMUKULEMBEZE we Ggwanga Gen. Yoweri Kaguta Museveni agamba nti bambega mu bitongole bye by'okwerinda ebyenjawulo omuli ba DISO, GISO, nabakulira…

2 Min Read