• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Engule zonna Hill Water ezetisse omwaka guno, Agikulira ayogedde obukodyo bwe bakozesa

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Business, Luganda, National, News
0 0
ShareTweetSendShare

ABAKULIRA kkampuni ya mazzi g’okunywa aga Hill Water basambira mabega nga jjanzi oluvanyuma lw’okwetikka engule z’amazzi g’okunywa zonna omwaka guno.

Akulira kkampuni eno Haji Harunah Semakula agamba nti omwaka guno bakoze na maanyi mangi nnyo okulaba nga bawangula engule ez’enjawulo omuli esinga okwettanirwa abaguzi be bitundibwa mu ggwanga (Consumer’s Choice) ey’okubiri yali yabakozesa amazzi bonna mu ggwanga (People’s Choice Award) ey’okusatu ye yabawebwa Palimenti ye Ggwanga nga amazzi agasinze okukozesebwa mu lukiiko lwe ggwanga olukulu saako n’ababaka, ey’okuna ye yabaweebwa olw’obuyiiya okusobola okukola eccupa nantalabikalabika.

Semakula eyasangiddwa mu offiisi ye ku luguudo lwa Lubaga yagambye nti engule ezo 4 si kyangu kuzifuna, nga omuntu yenna azifunye alina okussaamu maanyi amangi ennyo saako n’obuyiiya obwekikugu.

“Amazzi gaffe tugakolera Iganga mu Busoga, kyokka tufaayo nnyo okulaba nti gali ku mutindo era nga gasobola okutuuka ku bantu baffe mu biseera we bagagalirira okugakozesa.

Abakozi baffe bangu nnyo era nga bafaayo ku ba kasitoma baffe okulaba nga tewali ajula mu mpereza ya Hill Water.

Tufubye okukolagana n’abantu ab’enjawulo naddala ku mikolo egy’eggwanga, emikolo gy’okwanjula, embaga saako n’okugagabira abantu baffe ku bwerere nga omu ku kawefube w’okubunyisa ekyettunzi kyaffe mu bantu” Haji Semakula bwe yagambye.

Yanyonyodde nti omwaka ogujja kawefube bagenda kumussa nnyo mu kugaziya empereza yaabwe mu bantu naddala ababulijjo ababadde batanaba kunyikira mu kumanya mazzi ga Hill Water, saako n’okulaba nga buli dduuka lifuna amazzi gano mu ngeri y’okwogera obuwereza bwabwe eri abantu abagakozesa.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

SACCO leaders and Parish Chiefs from Kayunga District pose for a group photo after the PDM training at Kayonza Primary School
Business

Post Bank launches nationwide PDM SACCO leaders training

29th March 2023 at 08:35
President Yoweri Museveni with the former Chancellor of Austria His Excellency Alfred Gusenbauer
National

President Museveni meets former Chancellor of Austria, discuss investment opportunities in Uganda

29th March 2023 at 00:08
President Yoweri Museveni welcomes coffee value addition investor to Uganda
National

President Museveni welcomes coffee value addition investor to Uganda

28th March 2023 at 20:29
Next Post

Phaneroo Annual Night of Prayer: Enter the New Year with renewed convictions

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In