• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omubaka Yusuf Nsibambi; KCCA ne Arsenal binsula ku mutwe yadde nga nze omupiira siguzanyangako

Brian Mugenyi by Brian Mugenyi
3 years ago
in Luganda, Sports
2 0
Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South

Yusuf Nsibambi omubaka wa Mawokota South

ShareTweetSendShare

 BYA BRIAN MUGENYI

Nsibambi mubufunze

Erinnya: Yusuf Nsibambi

Byakola: Munabyabufuzi ate era Munamateeka.

Kkiirabu kwafiira: Arsenal ne KCCA wano kubutaka.

Abazannyi abamuwagiza kkiraabu zino: Thiery Henry ne Philip Omondi

Amasomero kweyasomera: Nkozi primary school, Kibuli secondary school ne Makerere University.

Emyaaka: 63

Bazadde be: Hajji Ausi ne Hajjat Jalia Kalega

Omubaka wa Mawokota South Yusuf Nsibambi musajja munabyamizannyo kayingo. Omupiira teyaguzannyako era annyumya nti tayagala kulimba oba okusasamaza abasomi baffe.

Teyafuna bwagazi buguzannya olwensonga nti yakula ayagala nnyo okwenyigira mukwekozesa gamba okubeera munnabyankulakulana.

Nsibambi mugundivu ate muyivu ebyensuso. Mwaniriza ate mumatiivu olwebyo byatuuseeko mubulamu. Tatoma. Simukisaawe kyabyabufuzi kyokka wabula ne mubyemizaanyo Nsibambi ataddewo omusinji omugundiivu era bingi byakyakola.

Musajja atakyalulunkana lwa nsiimbi wabula ayongera bwongezi kukola bizinensi wano nawali kwoteeka nokuvujirira ensimbi mumupiira gwa wano kubutaka.

Ekisaawe ky’ebyobufuzi akimazemu akabanga katono wabula yayugumizza eggwanga oluvannyuma lw’o kuwangula Suzan Nakawuki okwesogga oluji lwa palamenti mukulonda okuwedde.

 Ng’ogyeeko okubanti y’omu ku balooya abasinga okuwebwa ekitiibwa wano mugwaanga musajja munabyamizannyo kayingo.

 Omupiira mubudde bwe obwegandaalo Nsibambi aguwannyo obudde.

Annyumirwa nnyo omupiira gwa wano kubutaka era agamba nti liigi ekyuuse  nnyo okuva kumulembe gwa Lawrence Mulindwa mukaseera kano nanyini SC Vipers okutuusa kugwa Moses Magogo eyakalondebwa nga omukulembeze wa Federation of Uganda Football Association (FUFA) omujja.

Teyafuna budde bunji kuzannya mupiira wabula yafuna obudde obuguwagira awamu n’okuguvujirira.

Kino azze akikola gamba nga ku Kkiirabu ya Mawokota mu mpaka z’Amasaza g’Abuganda era wano weyabawera n’ebaasi essabazza abazannyi.

Muyafeesi ye essangibwa ku Yusuf Lule mu Kampala, ebifananyi bya banywanyi be mukisaawe ekyobyobufuzi gamba nga Mw. Kizza Besigye byebikwaniriza. Obuyonjo saako nebitabo ebitali bimu byamalirako obudde nga asoma.

Agamba nti ebanga erisinga alimalira nnyo mukuddukannya bizinensi ze wadde  nga bweyewumuzamu annyumirwa nnyo omupiira. Wano  kubutaka Nsibambi muwagizi wa Kampala City Council Authority (KCCA).

Mukaseera nga KCCA ebaddeko nabatendesi abakugu nga Mike Mutebi nabala, Nsibambi agamba nti ye avudde wala nnyo nga ajiwagira. Bintu bitono nnyo byoyiza okumulimba ku kkiraabu ya KCCA. Tamanyi yo lunaku luziba nga tanonyereza kubikwata ku ttiimu eno nadala kumutimba gano.

Anyumya nti mubiseera Philip Omondi weyaberera owamanyi mu KCCA naye weyagwiira mu mukwano ne Kkiraabu eno.

 Nsibambi agamba nti Omondi omupiira yaguzannyira ddala. Era bweyalabika ngako mukisaawe nga okugulu asambira wagulu nga janzi.

Omondi omupiira yaguzanyira KCCA okuva mu sizoni ya 1973 otuusa mu mwaka gwa 1979 abazungu webamulengerera  neyegatta ku kkiiraabu ya Sharjah FC ey’Ebuwalabu.

Omondi yabeera nga wantomo nnyo nadala kulugoba oluteebi. Era abazibizi abamaanyi abaliwo ebiseera ebyo yabawanga akadde akazibu.  Yabeera nga n’obwangu bunji nnyo ate era n’obuwagizi bunji nnyo.

Toyogera ku musambi yenna mubiseera ebyo atali Omondi Nsibambi nakusiima. Kale ye agamba nti banji baliwo naye Omondi asigala nga wamanyi nnyo.

Omondi omupiira yaguzannyira ddala era nayatikirira mubiseera KCCA ne SC Villa wezawambira liigi ye gwanga.

Agamba nti Omondi teyakomabukomi kuzanyira KCCA wabula nebweyegatta ku ttiimu ye ggwanga wansi womutendesi Bukhard Pape eyaliwo mubiseera ebyo era omutindo gwa Omondi gweyongera bweyongezi.

Nsibambi anyumya nti olwokuba nti Omondi yatawanyizibwa nnyo obuvune kyamuwaliriza okunyuuka omupiira mu 1992.

Ng’ofulumye eggwanga  Nsibambi muwagizi nnyo wa Kkiraabu ya Arsenal. Agamba nti mubiseera Arsene Wenger weyajira ku Kkiirabu eno mu 1996 weyatandikira okuwagira Kkiirabu eno.

Ezimu kunsonga ezamuwagiza Arsenal Nsibambi agamba nti yali omuzannyi Thiery Daniel Henry gwagamba nti ye muteebi yeeka Arsenal gweyakabeera naye owentomo.

Henry omupiira yaguzaayira nnyo Arsenal. Ebanga lyonna Henry y’Essala nga akajoozi 14. Era abasambi abasinga banji naddala kubaguzannyiddeko Kkiirabu eno bazze bayigira nnyo ku muzannyi ono.

Nsibambi agamba nti Henry yazannya omupiira era yatebeera Arsenal ggoolo 174 mu mipiira 274 gyebazanyira zagamba nti tezaali ntono.

Kale annyumya nti Henry yabeera nga watunzi nnyo era mubiseera byonna Wenger yamwagala nnyo.

Arsène Charles Ernest Wenger emyaaka 22 gyeyamala ku Kkiirabu ya Arsenal yawangula ebikopo bya liigi 3.

Nsibambi agamba nti Wenger yabeera nga mutendesi waddembe. Omukakamu ateera omuyiiya awamu nokubeera omuyiiya.

 Bwekyatuuka nga mukugunjula abazannyi nadala mubyempisa omufalansa oyo yabeera nga wankizo nnyo.

Wosomera bino, Arsenal etendekebwa Mikel Arteta era nga no naye zezimu kunsigo Wenger zeyaleka assize mu kkiraabu eno.

Arsenal mukaseera kano ennonya kikopo Kya Luigi ekyokuna ova 2003-04 weyasembera ddala okuwangula liigi. Sizoni eyo Nsibambi agamba nti taligyerabira. Arsenal yawangula ekikopo nga tewanguddwa mupiira gwonna. Yakuba buli kiramu era buli mutendesi kwabo abaliwo ebiseera ebyo basigala bamulojja.

Abamu kubazannyi Arsenal beyawangula nayo ekikopo nga tekubiddwamu kwekuli; Gilbato Silva (Brazil), Henry (France), Patrick Viera (France) nabazannyi abalala banji.

Mubiseera bino Arsenal ya Mikel Arteta tezannya bubi nnyo wabula yetaaga okola enongosereza okusinziira ku Nsibambi.

Agamba nti obwanga Arsenal yandibwolekeza liigi ya Spanish La Liga oba Germany Bundesliga gyagamba nti yewali abazannyi abalina ebitone ensangi zino.

Abamu kubazannyi Nsibambi bagamba nti bandizannyiddeko Arsenal kwekuli; Christiano Ronaldo ne Mbappe bagamba nti bandibawangulidde ebikopo.

Nsibambi agamba nti wadde nga Arsenal siyemu ku Kiirabu ezimannyiddwa ennyo mubulaanya mukusasannya ensimbi bwekituuka mukugula abazannyi kumulundi gunno bandikoze enkyukakyuuka.

 Kukino agamba nti kyandibayambyeeko okusobola okwejja mubunya bwebalimu nga n’okutuusa kati essuubi bakyalina tono eryokuwangula kukikopo.

Bwokuba tooki kukiirabu ya Arsenal eriwo ensangi zino yetabiseemu nnyo abazannyi abato kyagamba nti kibalemeseza nnyo okuvugannya ne Kkiirabu enene nga; Manchester City ne Manchester United.

Nsibambi annyumya nti kukiifo kye kyeyazimbira banna Mawokota ekya Jalia City ekisangibwa e Mpigi, abantu bangi naddala banabyabufuzi ne banekolera gyange abawumulirawo era yabateerawo ne sikulini gagadde okusobola okulaba omupiira.

Nsibambi ayagala nnyo ebitabo nadala ebikwata kubyemizaanyo n’ebyobufuzi awamu nenkulakulana.

 Agamba nti yanyumirwa nnyo ebitabo bya Alex Ferguson ne Wenger byebazze bawandiika era agamba nti kino kilesewo omukululo omulungi mukisaawe kyebyemizannyo naddala mukugukulakulannya.

Nsibambi agamba nti Mikel Arteta akyalina omulimo gwamanyi nnyo gwalina okukola okusobola okubawangulira ekikopo.

Nsibambi agamba nti sizoni eno bandisobodde okutekawo okuvugannya okwamanyi naye kkiirabu ekyagannye okusumulula ensimbi. Arsene Wenger y’omukubatendesi abalekawo omukululo ogwa Arsenal obutasasannya nsimbi nnyingi nadala mukatale kabazannyi mubulaaya.

Annyumya nti ensimbi kyekimu kubintu ebirina okukyuusa omupiira wano mugwanga ne Ebweru walyo.

Agamba nti amattiimu nga; Manchester United ne Manchester City gaze gateeka ssente mu mupiira era mukaseera kano abawagizi ba ttiimu zino tebatoma.

Nsibambi agamba nti Mikel Arteta yetaaga okwebuuza kubatendesi nga; Wenger awamu nokunonyereza kunnono ezabayamba okuwangula nga ebikopo.

Omutendesi Mikel Arteta yafuna omukisa okusobola okutendekako ne Pep Gurdiola omutendesi wa kkiraabu ya Manchester City.

Agamba nti Arteta akyali muto mumyaaka era binji byakyasobola okuyiga nga omutendesi wa kkiraabu eno.

Sizoni eno Arsenal ya Mikel Arteta enonnya ekikopo kyaayo ekyokuna okuva 2003-04 weyasemba okuwangula ekikopo kino eranga bali mukifo kyakuna. Manchester City ekyabarebya, wabula Nsimbabi agamba ye obuwanguzi abulinze sizoni ejja.

Arteta, 40, ayina omukisa gwokuwangula liigi sizoni ejja singa ayongeramu amanyi.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

KCCA team meeting Ham Kiggundu over Nakivubo Channel
Business

Lukwago Celebrates as KCCA Halts Ham’s Unauthorized Construction on Nakivubo Channel

22nd August 2025 at 13:00
Community News

Ugandan Football Fans’ Provocative Jerseys: A Sign of Sexual Starvation or Vibrant Activity?

21st August 2025 at 10:38
First Lady Janet Museveni celebrates the Uganda Cranes' historic qualification for the quarter-finals of the 2025 Africa Cup of Nations, at Namboole. Uganda drew South Africa 3-3 to secure top spot in the group.
Education

First Lady Janet Leaves Museveni Home to Support Uganda Cranes Into the Wee Hours

19th August 2025 at 12:07
Next Post
Omubaka Mary Begumisa wakati n'abakyala be Sembabule abategeka olunaku lwabwe

Abakyala e Sembabule bagenda kwolesa bye bakola wakati mu kukuza ebijaguzo by'olunaku lwabwe

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    313 shares
    Share 125 Tweet 78
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    212 shares
    Share 85 Tweet 53
  • Has Sudhir named ‘RR Pearl Tower One’ As A Landmark Memorial to Rajiv Ruparelia?

    81 shares
    Share 32 Tweet 20
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1238 shares
    Share 495 Tweet 310
  • Uganda’s SGR National Content Meeting at Speke Resort Set to Boost Local Participation in Euro2.7bn Railway Project

    36 shares
    Share 14 Tweet 9
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Balimwezo Leads Lukwago in Capital FM Online poll by 40%

3rd September 2025 at 20:14

Minister Aber Hands Over New Water System in Arua to Serve Over 3,100 People

3rd September 2025 at 19:11

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Balimwezo Leads Lukwago in Capital FM Online poll by 40%

3rd September 2025 at 20:14

Minister Aber Hands Over New Water System in Arua to Serve Over 3,100 People

3rd September 2025 at 19:11

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda