• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Thursday, August 18, 2022
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omusumba Bunjo; Abasumba mutandikeewo emirimu egiyamba abakkiriza okw’ekulakulanya

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
15th May 2022 at 12:08
in Luganda, News
3 0
0
Omusumba Bunjo; Abasumba mutandikeewo emirimu egiyamba abakkiriza okw’ekulakulanya

Omutume John Bunjo ng'asabira abayizi oluvanyuma lw'okutikibwa_JPG

1
SHARES
66
VIEWS
ShareTweetSendShare
ABANTU abawerera ddala 57 mu kkanisa ya Mt Lebanon Christian Center  Church esangibwa mu kibuga Mukono be batikiddwa ku ddaala lya certificate oluvanyuma lw’okumaliriza omusomo mu by’obukulembeze n’ebyokwekulakulanya (Certificate in Leadership Development) okuva mu ttendekero lya Christian Restoration Bible College.
Bwabadde abatikkira ku mukolo ogubadde ku Mt Lebanon Christian Center Church, akulira ettendekero elyo  Omutume Dr John Bunjo agambye nti nga abalokole babadde bemalira nnyo mukubuulira enjiri wamu n’okukuumira endiga mu ma kkanisa ne batabawa bya kwekulakulanya  ekintu ekibakuumidde mu bwavu okutuusa lwe baasalawo okuvaayo ne nteekateka bweti abantu basobole okubaako ne kyebakola oluvanyuma lw’okutendekebwa.
” ezikiriza nyingi zituyiseko ne zibaako byezikola ebyamagezi saako n’okwekulakulanya naye ffe buli kaseera tubeera mu kusaba n’akwogera nimi ezitalina gye zitutwala, kye kiseera tubeeko byetukola.” Bwatyo Omutuume Bunjo bwategezezza.
Ono agenze mu maaso nawa abasumba be kkanisa z’abalokole amagezi okukomya okulowoleza  buli kadde mu kugaziyaga amakanisa n’okulowolezanga mu  kufuna abagoberezi abangi, naye bafube okulaba nga bayiiya saako n’okufumitiriza ku biki eby’enkulakulana bye bagenda okutandiikawo ku makanisa gaabwe ebsobola okuyamba abakkiriza saako n’ebitundu ebibetoolode.
Yye Omusumba w’ekanisa eno Samuel Lwandasa yagambye nti ku mulembe guno okusoma kwafuuse kwa buwaze nti kuba omuntu atasomye era tasobola kubulira njiri olw’ensonga nti abatasobola nakusoma bayibuli.
Omu kubasomeseza abantu abo Robert Yowu agambye nti oluvanyuma lw’okukizula nti abalokole abasinga bakyetwala kwekusalawo okunonya engeeri gyebabasa wansi w’obukulembeze okusoboola okubalungamya obulungi.

Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: Mt. LebanonPastor John BunjoSamuel Lwandasa
Previous Post

Police recovers child who was kidnapped by aunt 3 years ago to get a share from dead boyfriend’s property 

Next Post

A sneak peek into Sudhir’s Ruparelia Group of Companies, Here are businesses under the conglomerate 

Next Post
Sudhir in final touches on new lavish 5-star hotel in Entebbe

A sneak peek into Sudhir's Ruparelia Group of Companies, Here are businesses under the conglomerate 

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....