• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Amaggye geddizza emirimu gy’okuzimba amalwaliro mu Ggwanga lyonna

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Luganda, National, News
5 0
Eyali omuduumizi wa Mggye ga UPDF Gen. David Muhoozi bwe yali atongoza omulimu gw'okuzimba eddwaliro

Eyali omuduumizi wa Mggye ga UPDF Gen. David Muhoozi bwe yali atongoza omulimu gw'okuzimba eddwaliro

ShareTweetSendShare

EGGYE lya UPDF lye ligenda okukwasaganya eddimu ly’okuzimba amalwaliro gonna mu Ggwanga.

Kino kiddiridde omukulembeze we Ggwanga era nga ye muduumizi wa maggye ow’okuntikko okulagira Minisitule ye by’obulamu okuwa emirimu gyonna ekitongole kya maggye ekizimbi Engneering Brigade.

Mu mwezi gw’omusanvu omwaka guno Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yalagira amassomero saako n’amalwaliro gonna agaali galina okuzimbibwa mu mwaka gwe by’ensimbi 2021-2022 gonna okuwebwa ekitogole kya maggye ekizimbi kikole emirimu gyonna.

Mu ngeri eyo omuteesiteesi omukulu mu Minisitule ye by’obulamu Dr. Diana Atwine mu bbaluwa gye yawandiise nga 29 omwezi oguwedde yalagidde abakulira abakozi mu ma Disitulikiti gonna saako ne mu Munisipaari zonna okwetoloola e Ggwanga nga abategeeza okutekesa mu nkola ekilagiro kya Pulezidenti nga bazimba amalwaliro mu bitundu gye bali.

Yagambye nti abakulira abakozi ba Gavumenti balina okuwaayo ebifo byonna awagenda okuzimbibwa amalwaliro eri ekitongole ekizimbi mu Ggye lya UPDF, era amangu ddala batandike okukola.

“Omulimu gwammwe ogugenda okubeera omukulu kwe kufuuka bakalabalaba be mirimu gyonna okusobola okulaba nga gigenda bulungi saako ne mirimu emilala egy’ekikugu” Atwine bwe yategezezza ba CAO ne ba Town Clerk.

Ku ntandikwa y’omwaka guno Pulezidenti Museveni yategeeza nti ekitongole kya maggye ekizimbi kyali kimaze okufuna obukugu mu kuzimba, nti era kyali kisobolera ddala okukwata ku mirimu eminene olwo embeera y’okukandaliriza emirimu okuva eri ba Kontulakita yali eyolekedde okukoma.

Yategeeza nti mu kiseera ekyo yali akizudde nti ba Kontulakita baali bakola emirimu gadibe ngalye saako n’okulwawo okumaliriza olwo bannaUganda obuzibu bwonna ne babutikka Gavumenti ye kye yagamba nti kilina okukoma nga amaggye ge gakutte ku mirimu gino.

“Ekilungi amaggye go ngesobolera kubanga bbo balina ne kkooti yabwe gye tubavunanira (Court Matial) bwe baba basobezza sso ssi kkooti zino ezamwe ezirina emitendera gye sitegeera bulungi” Museveni bwe yagamba

 

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

Elias Luyimbazi Nalukoola
Politics

Elias Nalukoola Endorses Walukaga for Busiro East MP Race, Dismisses Critics

27th October 2025 at 22:19
News

Kotido: President Museveni pledges industrial transformation in Karamoja

27th October 2025 at 21:57
News

Muvawala-led NPA To Crack Down On Illegal Developments In Jinja City As New Health And Wellness Centre Launches

27th October 2025 at 19:11
Next Post

Mbarara: Murder suspects who were granted bail attacked by angry mob, 2 killed

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3213 shares
    Share 1285 Tweet 803
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    41 shares
    Share 16 Tweet 10
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    36 shares
    Share 14 Tweet 9
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    33 shares
    Share 13 Tweet 8
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1302 shares
    Share 521 Tweet 326
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Elias Luyimbazi Nalukoola

Elias Nalukoola Endorses Walukaga for Busiro East MP Race, Dismisses Critics

27th October 2025 at 22:19
Pallaso

Family Feud: Pallaso Criticizes Jose Chameleone’s Political Stance Amid Joan Vumilia’s NUP Support

27th October 2025 at 22:12

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0
Elias Luyimbazi Nalukoola

Elias Nalukoola Endorses Walukaga for Busiro East MP Race, Dismisses Critics

27th October 2025 at 22:19
Pallaso

Family Feud: Pallaso Criticizes Jose Chameleone’s Political Stance Amid Joan Vumilia’s NUP Support

27th October 2025 at 22:12

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda