• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tanga Odoi ne Lumumba ensimbi zizeemu okubatabula, Ensonga zigenze wa Museveni.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 year ago
in Luganda, National, News, Politics
15 0
Akulira akakiiko ke by'okulonda mu NRM Dr. Tanga Odoi ne Ssabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba

Akulira akakiiko ke by'okulonda mu NRM Dr. Tanga Odoi ne Ssabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba

ShareTweetSendShare

SSENTEBE wa kakiiko ke by’okulonda mu NRM Dr. Tanga Odoi azeemu okukukkulumira Ssabawandiisi we kibiina kya NRM Justine Kasule Lumumba nga agamba nti ono ne banne ku kitebe kye kibiina e Kyadondo basusse okumulemesa emirimu gye.

Kalunsambulira asinga kuva ku nsimbi akawumbi 1 mu obukadde 700 ezaali ez’okusasula abakulira okulonda ku ma Disitulikiti gonna n’abamyuka baabwe mu Ggwanga zagamba nti n’okutuuka kati tebazifunanga.

“Abaana baakola emirimu gy’okulondesa mu kibiina gyonna era okulonda ne kuggwa bulungi wakati w’omwezi gw’omukaaga ne December, naye n’okutuusa kati tebasasulwanga kyokka nga byonna twabikola ne tubikwasa Mukyala Lumumba ne banne e Kyadondo” Tanga Odoi bwagamba.

Ono yasazeewo okuwandiikira Ssentebe we kibiina yenyini Pulezidenti Museveni  era nga ebbaluwa yatereddwako emikono gy’abamyuka be okuli, Jane Babiiha Alisemera ne John Arimpa Kigyagi nga 23/02/202 yemulugunyizza ku nkola Lumumba ne banne gye batambuzaamu emirimu munda mu kibiina.

Eno yaweredwako n’omumyuaka wa Ssentebe we Kibiina Haji Moses Kigongo,abamyuka ba Ssentebe bonna, Kasule Lumumba Ssabawandiisi n’abakulu abalala mu kibiina e Kyadondo.

Odoi yasabye Museveni okuyingira mu nsonga eno nga ekiwundu tekinasamba ddagala, nti kubanga buli kusaba kwateeka mu offiisi z’abakulu kuziimulwa, nagamba nti kino kivuddeko abamu ku bakulu mu kaiiko ke by’okulonda ak’ekibiina okukwata ku nsimbi zaabwe nga abantu okutambuza emirimu gy’ekibiina egirina okusasulirwa, nga bakikola okwewala okuleetawo akavuyo ku offiisi e Kyadondo.

Yagambye nti ensimbi ezirina okutambuza emirimu gya kakiiko ke by’okulonda mu kibiina tebazifunangako nga kati guweze omwaka mulamba, kyagamba nti kibanyigiriza nnyo nga abantu saako ne banaabwe be bakola nabo.

“Mu mbeera eno tutuuka n’okwesasulira amasanyalaze, amazzi, okulongoosa offiisi, ne bilala songa bino byonna birina kusasulirwa kibiina abakulu kye batakola” Odoi bwanyonyola mu bbaluwa.

Ensonga endala era eyolekedde okubatabula ye y’emmotoka z’abakulu ba kakiiko ke by’okulonda, nga balumiriza banaabwe ku kitebe okugaana okusaba kwabwe omwali okubayambako n’okuziddabiriza nti kubanga zaakola nnyo mu kiseera ky’okulonda nga kwotadde amafuta agatabawebwa ne Insuwa.

Era yategezezza omukulembeze we Ggwanga nti waliwo n’abakozi ba kakiiko okuli Francis Tumukunde akola kukunonyereza, Didas  Kitakule omumyukawe saako Joel Obonyo nga bano bajjibwa ku lukalala lwa bakozi abasasulwa mu ngeri etategerekeka.

Omwogezi we kitebe kya NRM Emmanuel Dombo bwe yatuukiriddwa ku nsonga eno yanenyezza Tanga Odoi olw’okwaguyiriza okuddukira eri Pulezidenti nga tasoose kuyita mu makubo amalambulukufu gaalina okuyitamu okuggusa ensonga ye, namuwa amagezi asooke atuule n’abakulu mu kibiina.

Ku nsonga y’okujja abakozi ku lukalala olusasulibwa mu butali bulambulukufu Dombo yagambye nti ensonga eno yabadde tagimanyiiko.

 

 

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share3Tweet2SendShare

Related Posts

UPDF and FARDC soldiers in DRC
National

UPDF gets Shs64 billion for operations against ADF rebels in DR Congo

19th May 2022 at 23:14
President Yoweri Museveni in a group photo with 33 CID Police Constable Graduates who have undergone an induction training course at Sera Kasenyi SFC Military Academy Military school. The President met the CID gradates at State House Entebbe on 18th May 2022. Photo by PPU/ Tony Rujuta.
News

Be policemen of ‘a mind’ with a conviction – President tells young CI Officers

19th May 2022 at 22:35
News

This is why Destination Uganda’s triple win at the 4th International Tourism Film Festival Africa is important

19th May 2022 at 22:14
Next Post
Minister Jeje Odongo

We shall not apologize for arresting, detaining opposition criminals- Minister Jeje Odongo

Follow us on Twitter

Trending Posts

  • President Yoweri Museveni

    Government in confusion on how to effect salary increment for science teachers

    33 shares
    Share 13 Tweet 8
  • A sneak peek into Sudhir’s Ruparelia Group of Companies, Here are businesses under the conglomerate 

    23 shares
    Share 9 Tweet 6
  • It’s not Andrew Mwenda! Sheebah finally reveals identity of ‘big man’ in government who sexually assaulted her

    23 shares
    Share 9 Tweet 6
  • Last blog post by top Ugandan mathematician Stephen Twinoburyo who died of heart attack in South Africa

    26 shares
    Share 13 Tweet 5
  • Say no to Muhoozi Project; 1986 Generation NRM Youths tell Ugandans

    18 shares
    Share 7 Tweet 5

Follow us on Facebook

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....