• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Abakulisitaayo mujjumbire okusoma ekitabo ekitukuvu, Bp, Katumba

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
8 1
Abakulisitaayo mujjumbire okusoma ekitabo ekitukuvu, Bp, Katumba

Bishop Henry Katumba Tamale wakati ne Famire y'omusuubuzi George Kikyere Eyazimbye ekkanisa

Share on FacebookShare on Twitter

Omulabirizi wa West Buganda RT Rev Henry Katumba Tamale, asabye abakulisitaayo bajjumbire okugula ebitabo ebitukuvu (bayibuli) n’okwenyigira  mu kuzisoma kyagamba nti kigenda kubayambako okubikkulirwa saako n’okumanya eby’omunda Katonda byagamba.

Bp. Katumba okwogera binno yabadde aggulawo ekkanisa ye Nzaza mu Busabadiikooni bwe  Sembabule mu Disitulikiti ye Sembabule, eyawemense obukadde bwe nsimbi obwasoobye mu 250 nga bwawebwayo omusuubuzi George Kikyere.

Yagambye nti kyewunyisa abakulisitaayo abasinga ebitabo bya Katonda babiteeka mitwetwe ne batafaayo kubisoma songa mubaamu obubaka bungi obwetagisa okumanya eri abantu ba Katonda.

Hill Water

Yasiimye omusuubuzi Kikyere olw’omutima gwe yayolesa okuzimbira Mukama ennyumba, nasaba abakulisitaayo obutakoma ku kugikungiriza wabula beeyunire okugisabiramu buli lwa Sande kubanga yaabwe.

Ye Kikyere mu kwogera kwe yagambye nti yasalawo n’abomumakaage okuddiza Katonda ku ebyo byamuwadde mu bulamu, ne bakkaanya okuzimba ekkanisa, nagamba nti yagenda okulaba nga tewali kyayinza kumuddiza okujjako okutekawo essinzizo.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1Send
Previous Post

St Augustine Chapel, police search for offertory thief

Next Post

Young film makers to take center stage at fifth Euro-East Africa Film Festival

Next Post
Young film makers to take center stage at fifth Euro-East Africa Film Festival

Young film makers to take center stage at fifth Euro-East Africa Film Festival

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In