• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omusuubuzi Young Mulo gwabadde aguza piki enzibe naye akwatiddwa

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
10 0
Omusuubuzi Young Mulo gwabadde aguza piki enzibe naye akwatiddwa

Uganda Police Spokesperson Fred Enanga

Share on FacebookShare on Twitter

POLIISI mu Kampala ekutte omusuubuzi we byuma bya Pikipiki agambibwa okuba nti yabadde amaze ebbanga nga agula Piki enzibe okuva ku muvubuka Derrick Muwonge amanyiddwanga Young Mulo ne banne abaakwatibwa gye buvuddeko.

Jimmy Kayirimuko nga ono alina edduuka ly’ebyuma bya Boda mu kibuga kye Katwe yakwatiddwa, oluvanyuma lw’abebyokwerinda okutemezebwako abazira kisa nga bwe yabadde aliko we yekwese wamu ne mukwano gwa Young Mulo Edward Nuwamanya nga naye abadde anoonyezebwa.

Omwogezi wa Poliisi Fred Enanga agambye nti okutuuka ku dduuka lya Kayirimuko kyadiridde ebyuma bya poliisi ebinoonyereza okusonga ku dduuka lino bwe baabadde banoonya Boda Boda nnamba UEW 256G eyali ey’omugenzi Damiano Sekalala eyattibwa mu bitundu bye Makindye gye buvuddeko, era piki ye nebuzibwawo.

Hill Water

“Kati Kayirimuko agenda kugattibwa ku fayiro okuli Young Mulo ne banne abaggulwako ogw’obutemu bwa bantu abawerera ddala 8” Enanga bwe yagambye.

Yategezezza nti mu kawefube ono era basobodde okuzuula abantu abattibwa okuli Abdullah Nsubuga eyattibwa  nga  January 21 omwaka guno mu zooni ya Kizungu e Makindye, Damiano Sekalala naye yattibwa nga 24 ogw’okuna 2019 e Makindye, Godfrey Nkata, yattibwa nga 3 ogw’omukaaga , Emmanuel Gatete yattibwa nga 13 ogw’okusatu ku luguudo lwe Salaama mu Makindye wamu ne Tom Wamala eyattibwa nga 2 ogw’okuna omwaka guno.

Bano bonna battibwa mu ngeri yeemu era zonna pikipiki zaabwe tezaddamu kulabikako.

Wiiki ewedde Poliisi mu bikwekweto bye yakola yazuula ennamba 55 mu bitundu ebyenjawulo mu ggwanga nga kiteberezebwa okaba nti bannanyini zo bonna battibwa.

Akulira ekitongole ekiketta munda mu ggwanga col. Kaka Bagyenda yategeeza nti ekibinja ky’ababbi ba Boda Boda kinene okwetoloola eggwanga lyonna, nti era bwe bamala okuzibba mu Kampala zikukusibwa ne zituusibwa mu kibuga kya Arua nga eno gye ziva ne zitwalibwa mu ggwanga lya Congo gye zitundibwa ne zibulira ddala.

 

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1Send
Previous Post

Three arrested for forging government documents, stamps

Next Post

People Power’s Sarajoy to Bebe Cool – You are now a certified witch

Next Post
People Power’s Sarajoy to Bebe Cool – You are now a certified witch

People Power’s Sarajoy to Bebe Cool – You are now a certified witch

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In