• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ssentebe anonyezebwa lw’akusobya ku bazzukulu be

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
4 0
Ssentebe anonyezebwa lw’akusobya ku bazzukulu be

Ssentebe Abudul Lwanga anonyezebwa olw'okusobya ku bazzukulu be

Share on FacebookShare on Twitter

POLIISI ye Seeta Nazigo mu gombolola ye Nakisunga mu Disitulikiti ye Mukono eri ku muyiggo okusobola okuzuula Ssentebe we kyalo kye Busaale agambibwa okuba nti abadde aludde nga asobya ku bazzukulu be 2.

Abudul Lwanga 50 era nga ono yabadde akulira eby’okulonda mu kibiina kya NRM mu Gombolola ye Nakisunga yanoonyezebwa oluvanyuma lwa batuuze okutemya kku Poliisi nga bwe baafunye amnawulire  okuva ku baana bano nti jjajja waabwe badde yabafuula bakazi be.

Abaana bano amannya agasilikiddwa kuliko owe myaka 7 saako nowe 16, era nga baali balekerwa jjajja waabwe Lwanga oluvanyuma lwa bazadde baabwe okufa nga bakyali bato ddala.

Hill Water

Bob Kimbowa omu ku baliranwa ba Lwanga yagambye nti bulijjo babadde bawulira ebigambo okuva mu batuuze nti Ssentebe Lwanga asobya ku bazzukulu be nti kyokka nga tabitwala nga ekikulu engeri gyali mu by’obufuzi, nti kyokka abaana bwe beevuddemu ne bategeeza ab’obuyinza naye kwe kukikakasa.

Yategezezza nti amangu ddala nga bamaze okufuna amawulire gano baategezezza Ssentebe we Gombolola ye  Nakisunga Mubarack Ssekikubo naye eyasitukiddemu ne Poliisi ne bagenda mu maka ga Lwanga kyokka tebamusanzeewo ne mukyalawe.

Ssentebe Ssekikubo ne Poliisi oluvanyuma bajjeeyo abaana bano era ne babatwala mu ddwaliro lya Kojja Health Centre iv gye babakeberedde ne basangibwa nga ddala kituufu baasobezebwako.

Ssekikubo yasabye abatuuze okuwa Poliisi amawulire agakwata ku Lwanga we yekukumye nagamba nti agenda kunonyezebwa wonna waali akwatibwe avunanibwe emisango gy’okusobya ku baana abato ate nga baaluganda lwe.

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Museveni takes Operation Wealth Creation message to Kyankwanzi

Next Post

Kanungu: Armed Congolese men kidnap two Ugandan pupils

Next Post
Kanungu: Armed Congolese men kidnap two Ugandan pupils

Kanungu: Armed Congolese men kidnap two Ugandan pupils

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In