• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

BannaMasaka basuze muketerekerero, Omusumba Jjumba atuuzibwa nkya

Mulema Najib by Mulema Najib
2 years ago
in Luganda, National, News, religion
9 0
BannaMasaka basuze muketerekerero, Omusumba Jjumba atuuzibwa nkya

Omusumba omuggya Severus Jjumba nga ali mu kifo awagenda okuba omukolo gw'okumutuuza enkya

Share on FacebookShare on Twitter

BANNAMASAKA bonna bagenda kusula ku ntujjo oluvanyuma lw’okumala entekateeka zonna ez’omukolo gw’okutuuza Omusumba omuggya owe ssaza lye Masaka Msgr. Severus Jjumba.

Msgr. Jjumba yeyafuuka Omusumba we Masaka oluvanyuma lwa Kitaffe mu Katonda John Baptist Kaggwa okuwummula era mukadde waffe Paapa Francis naalonda Msgr. Jjumba okumuddira mu bigere, era nga ono yabadde omuwanika w’eSsaza lino.

BannaMasaka bangi olwaleero nga bakulembeddwamu agenda okufuuka Omusumba Msgr. Jjumba baakedde ku kisaawe kya Kitovu Sports Arena okuyoyoota saako n’okutekateeka zi weema omugenda okutuula abantu abayitirivu abagenda okwetaba ku mukolo guno.

Hill Water

Omukulembeze we Ggwanga Yoweri Kaguta Museveni yasuubirwa okubeera omugenyi omukulu ku mukolo guno ogusuubirwa okubaako abagenyi abangi ennyo okuva mu Uganda n’ebweru.

Kitovu nga bwe wafanana awagenda okubeera omukolo.

Omu ku beetabye mu ntekateeka zino Lawrence Kaye alaze essanyu olw’engeri abantu be Masaka gyebenyigidde obutereevu mu ntekateeka, nagamba nti bwe zinawerera essaawa 2 olunaku lwe nkya nga buli muntu ebigere abitambuza abizza Kitovu.

Anyonyodde nti eby’okulya bingi ddala nti era abantu bawaddeyo ente 40 okusobola okugabula abantu ba Katonda abanetaba ku mukolo guno.

 

 

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1Send
Previous Post

Minister Amongi bashes Landlords for fighting tenant bill out of ignorance

Next Post

Mohammed Kaliisa appointed Director Foreign Commercial Relations at Chamber of Commerce

Next Post
Mohammed Kaliisa appointed Director Foreign Commercial Relations at Chamber of Commerce

Mohammed Kaliisa appointed Director Foreign Commercial Relations at Chamber of Commerce

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In