• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Nkomyewo eka zijja kudda okunywa, Lampard aweze okutwala ebikopo mu Chelsea

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Football, National, News, Sports
3 0
Nkomyewo eka zijja kudda okunywa, Lampard aweze okutwala ebikopo mu Chelsea
Share on FacebookShare on Twitter

EYALI omuzanyi nakinku mu makkati ga ttiimu ya Chelsea esambira mu Ggwanga Lya Bungereza Frank James Lampard wetwogerera bino amaze okuteeka emikono ku ndagaano okutwala omulimu gw’okutendeka ttiimu eno.

Lampard ono yabadde omumyuka w’omutendesi wa ttiimu ya Derby County esambira mu kibinja ekisooka mu Ggwanga lya Bungereza, era nga mu kiseera we yaberera ku ttiimu ya Chelsea yakola ebintu bingi nnyo ebyamufuula omugamnzi ennyo eri abakulira ttiimu saako n’abawagizi baayo.

Ono era ajjukirwa nnyo okuba omusaale mu kutwala ekikopo kya English Premiership mu mwaka gwe nnyini gwe yagulirwamu ogwa 2003 saako ne bikopo ebilala bingi omuli ne Champions League yokka Chelsea gyelina.

Hill Water

Kuno yagattako ebikopo ebilara omuli ekya FA Cup, Community field nga kwotadde ne bya Carllying ebierako.

Lampard yadidde omutendesi Maurizio Sarri munnaNsi wa Italy era nga awereddwa endagaano ya myaka 3 ku kisaawe kya Starmford Bridge.

Bwabadde ayogerako ne bannamawulire amangu ddala nga yakateeka emukono ku ndagaano Lampard agambye nti musanyufu nnyo okudda ku ttiimu ya Chelsea nga ye maneja, kyagambye nti agenda kukola nnyo okulaba nga ttiimu esobola okuddamu okutinta.

Aweze okuddamu okutwala ebikopo nga mutendesi nga bwe yakikola nga musambi.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSend
Previous Post

Out To Lunch: The landlord bill should have considered property values

Next Post

Minister Opendi decries destruction of Ebola screening centres

Next Post
Minister Opendi decries destruction of Ebola screening centres

Minister Opendi decries destruction of Ebola screening centres

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In