• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Nange naliko mu Dp ne UPC era nakolerayo emirimu mingi, Museveni abulidde ab’oludda oluvuvanya

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
7 0
Nange naliko mu Dp ne UPC era nakolerayo emirimu mingi, Museveni abulidde ab’oludda oluvuvanya

Pulezidenti Museveni nga ayanirizibwa omumyukawe Edward Kiwanuka Ssekandi ku Serena Hotel eggulo.

Share on FacebookShare on Twitter

PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni ajjukizza abali ku ludda oluvuganya nti naye yaliyo kko era yakolerayo emirimu, naye nagamba nti bano abaliwo kati buli kimu bawakanya kiwakanye kye yagambye nti tekiyamba kutwala Ggwanga mu maaso.

“Nze gwe mulaba naliko mu DP  era ne mu  UPC ne mbeerayo akaseera katono,  era ekiseera ekyo twakola ebintu bingi omwali n’okulwanyisa obwavu mu bantu naye munange abali ku ludda oluvuganya mu Uganda tebafaayo yadde” Museveni bwe yagambye.

Okwogera bino Museveni yabadde ayogera ku mbeera eriwo mu ggwanga ku mikolo gy’okuggulawo olutuula lwa palamenti  ey’ekkumi ey’omwaka ogw’okuna. Museveni yayogedde ku nsonga nnyingi eziraga eggwanga nga bwerisenvudde mu by’enfuna kyokka n’agamba nti bannabyabufuzi abamu n’abali b’enguzi be bafuuse omuziziko gw’enkulakualana.

Hill Water

Museveni era yasabye abakulembeze okuba abeetowaze basobole okutegeera obulungi ebizibu by’abantu baabwe mu kifo ky’okwetwalira waggulu, kye yayogeddeko nga amalala agatalina kye gagenda kuyamba bantu ba wansi kwekulakulanya.

Yayogedde ku nkulakulana etuuseewo mu byenjigiriza wano naawa  eby’okulabirako ebiwerako ebiraga nti eggwanga ligenda maaso n’agamba ebibiina bya pulayimale ebizimbe ebirungi mu masomero ga gavumenti biri 102,577 kyokka nga NRM weyajjira mu buyinza byali 28,000 byokka.

Omugatte gw’abaana abasomera mu masomero ga gavumenti mu pulayimale bali bukadde musanvu ng’agobwanannyini balinga akakadde kamu, kye yagambye nti kivudde ku mbeera y’amasomero ga Gavumenti okulongooka.

Yazzeemu okugumya bannaUganda ku mbeera ye byokwerinda n’agamba nti eggwanga okuyita obulungi mu kulamaga kw’e Namugongo okumala emyaka nga tewali buzibu buguddewo kitegeeza nti poliisi n’amagye bikola bulungi emirimu era naasuubiza okwongera ku bukugu bwa bakuuma ddembe.

Era yayogedde ku bambuzi abajja wano abeeyongedde, ebyobulamu bitumbuddwa, enguudo ne bilala.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1Send
Previous Post

Museveni pushes for Space Technology Research with Russia

Next Post

43 year old man tries to commit suicide after murdering wife, arrested

Next Post

43 year old man tries to commit suicide after murdering wife, arrested

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In