• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Amaggye galabudde aba Ttakisi okukomya okuleeta obusambattuko mu kibuga

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, News
5 0
Amaggye galabudde aba Ttakisi okukomya okuleeta obusambattuko mu kibuga

Abagoba ba zi Takisi ab'okusiteegi ya Busega Nateete bwe baali bekalakaasa gye buvuddeko

Share on FacebookShare on Twitter

AMAGYE ne poliisi balabudde ekibinja kyaba  ddereeva ne bakondakita ba takisi ku siteegi ya  Busega Northern Bypass  okukomya okutabangula emirembe ku siteegi ne ku makubo gye bakolera era gwebanakwatako wakunyumizaako banne.

“Ndudde nga mpulira nti ezimu ku takisi ezikoleera mu Munisipali y’e Lubaga n’okwetoloola Kampala ezimu zibadde zibba ng’abantu naye ekirungi mu kiseera kino embeera ebadde egenda etereeramu era mbalabula nti omuzze guno gukome gattako n’abamu ku mwe ababadde baagufula omuze okuteegeka obw’eguggundo obutaggwa” Bwatyo Lt Col Stephen Sabiiti bweyategeezezza

Lt Col Sabiiti y’aduumira amaggye mu Munisipali y’e Lubaga,  Museveni geyasindiikaayo okwongera okukuuma obutebenkeevu gattako okukendeza ekitta abantu ekyali kisaasanide eggwanga.

Yayongeddeko nti buli mulimu temubula bumulumulu naye busaana bumalibwewo mu kuteesa era n’alabula nti abakulembeze abaliiko  mu kiseera nga beebaduukanya siteegi eno n’abavaako mukomye okusiika omuguwa kubanga mumaliriza mukooseza abantu babulijjo abatalina kye bamaanyi.

Hill Water

Yasabye aba takisi nti bwe babeera nga baagala okwekulaakulanya bave mu byobufuzi kubanga bannabyabufuzi tebalina ssente buli kikuumi kye bafuna bakizza mu bantu ababalonda ate ekitali mu bekolera egyabwe.

Lt Col Sabiiti okwogera bino yabadde mu lukungaana lw’aba ddereeva ne bakondakita  aba siteegi y’e Busega Northern Bypass  olwatudde ku Platinum Hotel e Busega wabula abamu ku bawagizi ba ssentebe eyavaako Muhammed Muwonge ne Living Kiibi aliko bakubaganye ebikonde okukakkana nga poliisi n’amaggye bakutteko mukaaga ne batwalibwa ku poliisi y’e Nateete.

Olukungaana luno lwayitiddwa abakulembeze b’ekibiina ekitwala siteegi eno aba “Busega Taxi Owners And Drivers Co-operative Society Ltd “ okubanjulira bye batuuseeko mu mwaka omulamba obukulembeze bwa Kiibi ne banne byebasobodde okubakoleera mu ssente zabwe ze besondamu okwekulakulanya .

Shafik Ssebaggala omuwanika w’ekibiina kino yategeezezza nti mu mwaka gumu gwokka basobodde okugula takisi bbiri okuli UBD 458R eno bagigula obukadde 54 gattako n’obukadde 4,670,000/- ze bayongerako  okugitereeza ate UBE bagigula obukadde 55 ne bagyongerako 4,800,000/-. Bazimbye kabuyonjjo ku ppaaka yakatwalaako  obukadde 6, offiisi yamalawo obukadde 4 ate okutereeza ppaaka ettaka bakateekamu obukadde 15. Era omwaka omulamba bakakola ebintu bya bukadde 143,000,000/-.



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Sudhir finally opens Kingdom Kampala Mall to the public

Next Post

Kasirye Ggwanga’s young sister murdered

Next Post

Kasirye Ggwanga’s young sister murdered

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In