• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Bannamawulire abakwatiddwa ne Mukyala wa Serwanja kyadaaki bayimbuddwa

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, National, News
0 0
ShareTweetSendShare

BANNAMAWULIRE ba BBC abakwakwatiddwa Poliisi mu kiro ekyakeesa olw’okuna wamu ne Mukyala wa Munnamawulire Solomona Serwanja ne baggalirwa ku CPS mu Kampala kyadaaki bayimbuddwa ku kakalu ka Poliisi.

Abatereddwa kuliko Kssim Muhammad, Rashid Kaweesa, Godfrey Badebye ne Vivian Nakaliika ono nga ye Mukyala wa Serwanja.

Bano okukwatibwa kyaddiridde poliisi okugenda mu maka ga Serwanja agasangibwa e Mukono ne baazayo, kigambibwa nti ne basangayo eddagala lya Gavumenti.

Mu kiseera ekyo Serwanja teyabadde waka era nga kigambibwa nti yabadde ali ku mulimu gw’okunoonyereza ku bantu n’abakungu ba Gavumenti ababadde beenyigidde mu kubba eddagala lya Gavumenti elirina okugenda mu malwaliro ne balitunda.

Ku makya ga leero Serwanja akedde kugenda ku CPS wakati mu by’okwerinda ebyamaanyi, oluvanyuma lw’okwevumba akafubo n’abakulu ba Poliisi bannamawulire ne mukyalawe bonna ne bayimbulwa.

Kitegerekese nti bannamawulire bano bwe baali bagenda okutandika okukola okunonyereza kuno, baategezaako Minisita omubeezi ow’ebyobulamu Sara Opendi, era yalagidde bayimbulwe bwe yategezezza abakulu mu Poliisi nga bano bwe baamusaba olukusa gye buvuddeko.

Eddagala elibadde linonyerezebwaako lye lyali lirina okukozesebwa abaselikale b’amaggye wakati mu kujjanjaba abantu okw’obwerere UPDF kwe yategeka okwetoloola eggwanga nga bakuza olunaku lwa TAREHE SITA.

Okukwatibwa kwa bannamawulire bano kuvumiriddwa ensi yonna wamu n’ebitongole ebilwanirira eddembe ly’abanamawulire.

Obubbi bwe ddagala mu malwaliro ga Gavumenti bwafuuka baana baliwo era nga olumu kyatuusa nE Minisita Sarah Opendi okwesiba akakaaya naayingira eddwaliro lya Kiruddu nga tewali amanyi era naabaako abasawo be yakwata.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share72TweetSendShare

Related Posts

Batwa
News

Government advised to take affirmative action for Batwa Indigenous community to join leadership positions

5th July 2022 at 08:33
The late Friday Nicholas
National

KIU fresh medicine & surgery graduate dies during UPDF recruitment exercise 

4th July 2022 at 22:23
National

98 stolen heads of cattle recovered in Nakasongola

4th July 2022 at 22:13
Next Post

NBS journalist Serwanja turns self in to police, gets Health Ministry backing

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • Public Service Minister Muruuli Mukasa

    LATEST LIST: New salary structure for all Ugandan civil servants starting July 2021

    844 shares
    Share 338 Tweet 211
  • PROFILE: Who is Sylvia Wairimu Mulinge, the new MTN Uganda CEO replacing Wim Vanhelleputte? 

    11 shares
    Share 4 Tweet 3
  • Grief as Nile High School Mukono founder dies in Masaka Road accident

    10 shares
    Share 4 Tweet 3
  • Segregation is eating up Museveni’s government- Ex-Minister Nadduli

    10 shares
    Share 4 Tweet 3
  • MK Publishers Proprietor Majwega dies from USA where he had gone to attend daughter’s graduation ceremony

    66 shares
    Share 26 Tweet 17

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....