• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Gen. Kasirye Ggwanga asazeewo addeyo avuganye e Mubende ku ky’obwaSsentebe bwa Disitulikiti

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Luganda, News
6 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

Bya Moses Kizito Buule

MUNNAMAGGYE eyawummula Major General Wasswa Kasirye Ggwanga oluvanyuma lw’okukuzibwa era n’awummuzibwa mu maggye ge Ggwanga, kati asazeewo okuddayo mu kitundu gy’azalibwa e Mubende addemu avuganye ku kifo ky’obwaSsentebe bwa Disitulikiti.

Kasirye nga yaliko Ssentebe wa Disitulikiti eno wakati w’omwaka gwa 1996 ne 2001, agamba nti Mubende ayononese nnyo okuva bwe yaliyo nga amukulembera, nti era n’omutindo kwe yamuleka gw’asebengerera dda, nga kati abaliyo tebafaayo kubaako kye bakola kiyamba bantu nga bwe yakolanga, okujjako okubba ensimbi z’omuwi w’omusolo.

Omusasi wa The WatchDog Uganda yamukyaliddeko ku ssande ku faamu ye emanyiddwa nga CAMP DAVID esangibwa ku kyalo Bbanda Kyandaaza mu Gombolola ye Nakisunga e Mukono, nga wano we yasinzidde n’alangirira nti addayo ewaabwe e Mubende mu lwokaano lw’obwaSsentebe bwa Disitulikiti.

Kasirye ku ddyo, ne munna mawulire wa The WatchDog Uganda, eyamusanze ku faamu ya Camp David e Nakisunga.

Ono eyalabise nga mumalirivu nnyo mu mboozi ye yatottodde bwati.” Nze Kasirye Ggwanga sisobola kutuula butuuzi eno mu faamu yange gye munsanze ne ntunula  nga ebintu ewaffe bigenda bubi, baana bange ekyo tekisoboka, nakola ebintu bingi we naberera omukulembeze wa Disitulikiti ye Mubende era abantu ne b’ampa ne kitiibwa ekya Gorvoner. Disitulikiti eyo ye yali eky’okulabirako mu kiseera ekyo mu Uganda yonna, naye kati yeemu ku ezo zi nnamba lujega omuntu z’atakyegomba yadde nakamu, mbalayirira elina okuddayo gye yali kanzireyo.

Mu kiseera ekyo twakola ebintu bingi ate nga tukolaganiranga wamu n’abantu b’ebitundu, mu mirimu gye twakola mwalimu okutindira emigga gyonna kuba ebiseera ebyo gyali gikoseddwa nnyo olutalo olw’aleeta Gavumenti yaffe mu buyinza, nayigiriza abantu okulima mu nnima ey’omulembe, era abatuuze mu Mubende eyawamu baali tebakyasaka mmere, nga balina ebamala okulyako mu maka gaabwe, n’okutunda n’ebatundako okusobola okusomesa abaana baabwe.

Emmwanyi mu kiseera ekyo kye kimu ku birime bye nayigiriza abantu okulima, era mu kiseera ekyo nayagala nnyo buli muntu alina ettaka elimala okubaayo ne ku musiri gwe mmwanyi, kuba kyali kirime kya bbeeyi abatuuze bange kye bafunangamu ensimbi, era nayagazisa abantu okuwa omusolo, nga mu kiseera ekyo basooka kundaba nga abatulugunya naye oluvanyuma nga bamaze okulaba ensimbi zaabwe bye zikola baatandika okuguwa kyeyagalire.

Kasirye ne mbwa emukuuma emanyiddwa nga Bboo

Nze gwe mulaba sattiranga riiso ku mukozi wa Gavumenti awuwuttanyizza nsimbi za muwi wa musolo, nga bwe mbiwulira kati mu zi Disitulikiti ez’enjawulo, era abamu kubo bankyawa mu kiseera ekyo, kuba n’abakwatanga ne mbasiba nga kye nsinga okwagala kwe kulaba nga abantu ba wansi baganyulwa mu nsimbi eziwebwayo Gavumenti yaabwe okukola emirimu egibayamba.

Bwe kyatuuka ku bulyi bwe nguzi tewaliwo asobola kwetantala kusaba yadde ekikumi kuba nze n’akanulanga amaaso, ne n’ekaliriza buli kitongole ne nkola yaakyo.

Olw’okuba Mubende alimu amawanga g’abantu ab’enjawulo nagezaako okugatta Abaganda, Abanyolo, Abakiga, Abanyarwanda n’abalala, kubanga bonna nali mbetaaga wakati mu kutwala Mubende mu maaso era tewaliwo kusosola mu mawanga nga kati bwe mbiwulira, era kati okuva mukama wange Pulezidenti bwe yanta mu butongole okuva mu maggye ekiddako ngenda kuddayo muyambeko okutereeza Mubende kuba eriyo ebizibu bingi omuli abatwala amattaka g’abantu mu nkola ey’ekifere, ne nsonga za zaabu aliyo kati akaayanya abangi, Mubende addemu atinte nga bwe yali edda.” Kasirye Ggwanga bwe yanyonyodde.

Ku nsonga y’okutematema mu Mubende, yagambye nti kyali tekyetagisa kujjako Mityana ne Kassanda kubanga kati kafuuse katono nga emisolo egivaamu tegimala, era agamba nti takkiriziganya n’akyakutematema mu zi Disitulikiti kyagamba nti kizikosa nnyo mu by’efuna byazo.

 

 

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

Business

FLOODS IN KAMPALA: Lord Mayor Lukwago Slams ‘Harm’ Kiggundu Over Money-Driven Encroachment

2nd November 2025 at 20:21
News

Minister Babalanda Receives over 206 New Converts to NRM In Kween

2nd November 2025 at 18:26
Conversations with

BRIAN KEITIRA: NRM Must Refocus Its Mobilisation Strategy Ahead of 2026

2nd November 2025 at 09:53
Next Post

Bagyenda pleads for release of driver, bodyguard arrested for lying under oath

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3219 shares
    Share 1288 Tweet 805
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    42 shares
    Share 17 Tweet 11
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    37 shares
    Share 15 Tweet 9
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1309 shares
    Share 524 Tweet 327
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    131 shares
    Share 52 Tweet 33
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

FLOODS IN KAMPALA: Lord Mayor Lukwago Slams ‘Harm’ Kiggundu Over Money-Driven Encroachment

2nd November 2025 at 20:21

Minister Babalanda Receives over 206 New Converts to NRM In Kween

2nd November 2025 at 18:26

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

FLOODS IN KAMPALA: Lord Mayor Lukwago Slams ‘Harm’ Kiggundu Over Money-Driven Encroachment

2nd November 2025 at 20:21

Minister Babalanda Receives over 206 New Converts to NRM In Kween

2nd November 2025 at 18:26

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda