• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Abakulira essomero lya Pearl Junior school basiimye abasomesa ba P7 n’obukadde bwe nsimbi beddabulule

Abasomesa bange mbawaddeyo obukadde 5 beterezeemu nga olusoma luno lutandika kubanga nakilaba nga betaaga okusiima kubanga omulimu gwe bakola munene.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 month ago
in Education, Luganda
0 0
ShareTweetSendShare

ABAKULIRA e ssomero lya Pearl Junior school elisangibwa ku kyalo Kapeke mu Gombolola ye Nama e Mukono bawadde abasomesa babwe obukadde bwe nsimbi 5 mu ngeri y’okubeebaza okusomesa saako n’okuyisa abayizi be kibiina eky’omusanvu abatuula omwaka oguwedde.

Essomero lino nga gwe mulundi gwalyo ogusoose okutuuza abayizi mu p7 baatuzizza abayizi 25 nga kubo 21 baayitira mu ddaala  elisooka ate 4 ne bayitira mu ly’okubiri.

Omutandisi we ssomero lino Ssalongo Joseph Mugisha agamba nti omulimu gw’okusomesa abaana ssi mwangu nga  bwe kityo kyetaagisa okusanyusa abagukola basobole okuddamu amaanyi.

“Abasomesa bange wano ku Pearl Junior school baakola omulimu mulungi okuyisa abaana omwaka oguwedde ye nsonga lwaki nsazeewo mbaddizeeyo akasente ne birabo ebilala mu ngeri y’okubasiima baddemu amaanyi ate bongere okusomesa omwaka guno.

Abasomesa bange mbawaddeyo obukadde 5 beterezeemu nga olusoma luno lutandika kubanga nakilaba nga betaaga okusiima kubanga omulimu gwe bakola munene.

Nkubiriza abazadde okufaayo okusomesa omwana omuwala kubanga alipoota eyafulumizibwa Minisita we by’enjigiriza Hon. Janet Kataaha Museveni yalaze nti abaana abawala bangi tebasobola kumalako kibiina kya p7 nga ne bibuuzo tebabituula.

Abasomesa ba Pearl nga bakwasibwa kyeeke y’obukadde 5

Ekimu ku birabo byolina okuwa omwana kwe kumusomesa kubanga teri kisinga buyigirize yadde oba owadde omwana ensimbi naye empapula kintu kikulu” Mugisha bwe yagambye nga akwasa abasomesa ebirabo.

Canon  David Musa Sebuliba bwe yabadde asabira abayizi, abazadde n’abasomesa yabakuutidde okwesiga ennyo Katonda mu buli kye bakola, nagamba nti emirimu egitaliimu katonda ebiseera ebisinga gitokomoka olw’ebikolwa by’obutali butuukirivu ebikolebwamu.

“Twagala okwebaza abakulembera essomero lya Pearl Junior School olw’okutambuliza essomero lino ku musingi gwe ddiini, kino kye kimu ku bigenda okubayamba abayizi okukula nga batya Katonda basobole okubeera abantu ab’obuvunanyizibwa yonna gye baligenda nga bamaze okusoma.

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

Hajjat Hawa Ndege wakati n'abakulembera ONC mu Greater Mukono
Luganda

RDC wa Buikwe asabye abakulembeze ba ONC okumuyamba okukkakanya entalo eziri mu bannaNRM

14th March 2023 at 10:47
Salim Kisekka at Kiti SS in Kalungu while congulatulating the students of SK Foundation who sat for s.6 last year
Business

How SK Charity Foundation has changed the lives of orphans in Greater Masaka

10th March 2023 at 11:00
Abategesi oluvanyuma lw'okussa emikono ku ndagaano
Business

Tugenda kutumbula eby’obusuubuzi n’obulambuzi; Abategesi b’omwoleso gwa bannaMukono beeyamye

7th March 2023 at 18:54
Next Post
President Yoweri Museveni

LIST: Here are the 180 coordinators appointed by President Museveni under ONC to monitor Government Programmes

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In