• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ab’ebyenjigiriza e Mukono bagobye omusawo w’essomero lya Global junior eyasiimuuza abayizi ebisenge nga bakozesa olulimi

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Luganda, News
4 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

Bya Moses Kizito Buule

ABATWALA eby’enjigiriza mu Munisipaari ye Mukono bavudde mu mbeera ne bakwata ku nkoona omusawo w’essomero lya Global Junior school elisangibwa ku luguudo oludda e Kayunga nga bamulanga okusiiwuuka empisa n’alagira abayizi 6 basiimuule ebisenge by’eddwaliro lye ssomero nga bakozesa ennimi zaabwe.

Kino kidiridde omuzadde w’oomu ku baana Esther Banyenzaki okufuna amawulire okuva ku mwana we (amannya agasirikiddwa) nga amutegeeza nti nga 2 omwezi guno omusawo we ssomero lino yamulagira ne banne abalala 5 okusiimuula wansi w’ekimu ku bisenge omujjanjabirwa abaana ababa balwadde nga bakozesa ennimi zaabwe, kubanga baali bakyafuwazaawo bwe baali banywa amata nga bwe balinda obujjanjabi.

Banyenzaki yagambye nti omwanawe yamala ekiseera nga alinga aliko kyayagala okumugamba nga kya kyama, era namunyonyola engeri omusawo we ssomero gye yabakakamu okukozesa ennim zaabwe okukomba amata agaali gayiise wansi ekyamukola obubi eyennyo, amangu ago yagenda ku ssomero lino nagezaako okw’ogera n’abakulira essomero lino omwali alikulira Anthony Kato Ssentongo kyokka yagenda okulaba nga tebamufaako.

Yanyonyodde nti yasalawo nga 9 omwezi guno okuddayo ku ssomero kyokka era alikulira Athony Kato n’amwekweka, oluvanyuma yatuukirira amumyuka we  eyayita abaana 6 ne banyonyola eby’abatuukako nga byewunyisa ekyamuletera okujjula obusungu n’asalawo ensonga okuziyingizaamu abatwala eby’anjigiriza mu munisipaari ye Mukono.

Yatukirira atwala eby’okulambula amassomero mu Munispaari ye Mukono Olivia Bulya namutegeeza ku nsonga zino era nayimukiramu nagenda ku ssomero ye kennyini n’abuuza  omusawo ono ekyamutuusa okukola ekyo.

Bulya yagambye nti omusawo yamutegeeza nti ddala kituufu yakaka abayizi okukozesa ennimi zaabwe okukomba amata agaali gayiise wansi ku seminti, nagamba nti yalina okumugoba amanngu ddala yadde nga teyalina buyinza kukola ekyo naye kyamuyitirirako.

“Ffe ab’ebyenjigiriza tetulina buyinza kugoba musawo naye tugenda kuwandikira akulira eby’obulamu mu Munisipaari ye Mukono amuwandikire mu butongole nga amugoba, kubanga tetusobola kukkiriza muntu nga oyo kukola mu baana bato” Bulya bwe yagambye.

Ye akulira eby’obulamu mu Munispaari ye Mukono Dr. Anthony Kkonde bwe yatukiriddwa bwe yatukiriddwa ku nsonga eno yagambye nti bagenda kusooka kunonyereza ku nsonga eno, era bekebejje ne mpapula z’omusawo ono zakozesa oluvanyuma bwe banakizuula nga kituufu alina we yakozesezza obubi obuvunanyizibwa bwe nga omusawo bajja kusalawo eky’okukola.

Kawefube w’okwogerako n’akulira essomero lya Global Junior school Anthony Kato Ssentongo yagudde butaka olw’essimu ze ezimanyiddwa okukubwa nga tezikwatibwa.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

National

President Museveni flags off construction of key Kayunga- Galiraya Road to link Northern and Central Uganda 

11th July 2025 at 19:32
Dr. Yona Baguma
News

NARO Director General, Dr. Yona Baguma, Animates CPA Forum with Breakthroughs in Agricultural Research

11th July 2025 at 17:42
News

Isaiah Katumwa to serenade fans at 30th anniversary fete

11th July 2025 at 17:29
Next Post

Let's vote Diamond because Bebe Cool called us hooligans - fans say

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1127 shares
    Share 451 Tweet 282
  • Silent Billionaire Bosco Muwonge Buys Mukwano Arcade at UGX 250 Billion Cash Down

    51 shares
    Share 20 Tweet 13
  • Who is Bosco Muwonge, Uganda’s elusive real estate billionaire?

    38 shares
    Share 15 Tweet 10
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2289 shares
    Share 916 Tweet 572
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    49 shares
    Share 20 Tweet 12
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni flags off construction of key Kayunga- Galiraya Road to link Northern and Central Uganda 

11th July 2025 at 19:32
Mashable is a global, multi-platform media and entertainment company For more queries and news contact us on this Email: info@mashablepartners.com

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni flags off construction of key Kayunga- Galiraya Road to link Northern and Central Uganda 

11th July 2025 at 19:32
Dr. Yona Baguma

NARO Director General, Dr. Yona Baguma, Animates CPA Forum with Breakthroughs in Agricultural Research

11th July 2025 at 17:42

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda