Kizito Moses Buule

1355 Articles

Bannamawulire 3 bakwatiddwa okuli ne Mukyala wa Solomon Serwanja, anonyezebwa

MU kiro ekikesezza olw'okuna ab'ebyokwerinda baanzinzeeko amaka ga munnamawulire Solomon Serwanja ne batamusangayo, ate bwe bukedde ku makya ne baddayo…

1 Min Read

Poliisi ekyasobeddwa mu gwa Kasirye Ggwanga, Kusasira akyeremye okukola sitatimenti

POLIISI  bikyagisobedde ku ngeri y’okukwatamu omusango omuyimbi Catherine Kusaasira gwe yaloopa munnamaggye Gen. Kasirye Ggwanga, ng’amulanga okuggyayo emmundu n’akuba amasasi…

1 Min Read

Museveni akyalidde Kabaka n’amukuba akaama, ensimbi n’ebyapa byonna bye mubanja ngenda kubisasula

PULEZIDENTI Yoweri Museveni awubyeeko olubu lwe kigere mu Lubiri lwa Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi olusangibwa ku kyalo Banda…

2 Min Read

Musooke mujje twogeremu, Museveni ayise ababaka b’akabondo ka NRM,

PULEZIDENT Yoweri Kaguta Museveni era nga ye Ssentebe w'ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM ayise ababaka b'akabondo ka NRM mu…

2 Min Read

Ab’eMafubira balumiriza Ssentebe waabwe okubatundira mu ttaka, Balajanidde Bamugemereire

ABATUUZE abasoba mu 800 ku kyalo Kitovu ekisangibwa mu gombolola ye Mafubira mu Disitulikiti ye Jinja  basattira oluvanyuma lwa ssentebe…

1 Min Read

Mujje mutubulire lwaki mwadibaga omulimu gw’olutindo, Akakiiko kayise aba UNRA

ABAKULIRA akakiiko ka Palimenti akavunanyizibwa ku nguudo ne bizimbe, bayise abakungu mu kitongole kye by'enguudo ekya UNRA, banyonyole ku ngeri…

1 Min Read

4 babookedde mu nnyumba e Mpatta

MAAMA n'abaana be 3 basilikkidde mu muliro ogukutte enju mwe babadde basula ku kyalo Ssugu- Lugala ekisangibwa mu gombolola ye…

2 Min Read

Jjangu otunyonyole ku by’ebisale by’amasomero eby’ekanamye, Paliment eyise Minisita Janet Museveni

OMUKUBIRIZA w'olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Alitwala Kadaga avudde mu mbeera naatumya Minisita w'ebyenjigiriza Janet Kataha Museveni alabikeko  mu maaso…

1 Min Read

Omuyimbi Geofrey Lutaaya atudde ebya S.4, afunye obubonero 62

OMUYIMBI Geoffrey Lutaaya y’omu ku baatuula ebigezo bya S4 eby'afulumiziddwa eggulo. Yayitidde mu ddaala lyakuna(Div 4). Yasomedde mu nteekateeka y’abantu…

2 Min Read

Ebya S.4 bifulumye: Abalenzi beetisse abawala, 42,334 bagudde

EBYAVA mu bigezo bya siniya ey’okuna `eby’atuulibwa abayizi omwaka ogwaggwa bifulumiziddwa ekitongole kye Bigezo, kuluno abayizi abalenzi beebanywedde akendo mu…

2 Min Read

Ababaka ba NRM batandise okugula ekiteeso ky’okusimba mu mugongo mu kamyufu k’ekibiina

ABAMU ku Babaka saako naabo abatekateeka okwesimbawo ku kaadi ye kibiina ekiri mu buyinza ekya NRM batandise okugula ekiteeso eky'okulonda…

2 Min Read

Kusasira yasooka kukozesa linnya lyange nga atamidde, Ggwanga ayanukudde ku by’okukuba emmotoka amasasi

MAJOR Gen. Wasswa Kasirye Ggwanga ayanukudde ku mbeera eyabaddewo ekiro eky'akesezza olw'okusatu mu kitundu kya madirisa Zone e Makindye, Omuyimbi…

3 Min Read

Ebya siniya 4 bifuluma lwakuna luno.

Ebyava mu bigezo bya siniya 4 bimaze okutekebwa teekebwa, era kikakasiddwa nti bifulumizibwa lwakuna luno nga 31.01.2019. Olwaleero Ssabawandiisi w'ekitongole…

1 Min Read

 Abazadde muyambe abasomesa mu kusitula omutindo gw’ebyenjigiriza

KAMISONA mu Minisitule y'ebyenjigiriza avunanyizibwa ku  matendekero ag'eby'emikono Sarah Namuli Tamale, asabye abazadde mu ggwanga lyonna abalina abaana mu massomero,…

2 Min Read

Abavubuka mukomye obunafu n’obubbi, Omubaka Luttamaguzi

OMUBAKA akiikirira amaserengeta ga Nakaseke mu Palimenti Paulo Luttamaguzi Ssemakula alabudde abavubuka mu kitundu ky'akiikirira okukomya omuze gw'obwanamunafu, kyagamba nti…

2 Min Read