• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Wednesday, August 10, 2022
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Musooke mujje twogeremu, Museveni ayise ababaka b’akabondo ka NRM,

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4th February 2019 at 17:48
in Luganda, National, News, Politics
7 0
0
12
SHARES
182
VIEWS
ShareTweetSendShare
PULEZIDENT Yoweri Kaguta Museveni era nga ye Ssentebe w’ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM ayise ababaka b’akabondo ka NRM mu Palimenti babeeko bye beegeyamu akawungeezi ka leero okusingira ddala butya bwe bagenda okutambuza okulonda okujja okwa 2021.
Omubaka Solomon Sirwanyi amyuka Ssentebe w,akabondo kano mu Palimenti ategezezza nti mukama waabwe Pulezidenti yagenda okukubiriza olukiiko luno yenyini, era nga ezimu ku nsonga ezigenda okutesebwako mulimu entekateeka y’okulonda kwe kibiina eyayanjulwa Ssabawandiisi waabwe Justine Kasule Lumumba wiiki ewedde.
Agamba nti era basuubira okuteesa ku mbeera eliwo mu Palimenti eyatusizza ne Sipiika Rebecca Kadaga okugaana okukakasa ba Komisona ba Palimenti abaalondeddwa ekibiina kya NRM.
NRM yali elonze omubaka wa  Usuk Peter Ogwang, Omubaka omukyala ow’eKakumiro Robinah Nabanja n’omubaka w’abakozi mu Palimenti Arinaitwe Rwakajara.
Wabula bbo ababaka abagaana okuwagira ekiteeso eky’okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze we Ggwanga tebayitiddwa mu lukiiko luno.
Patrick Nsamba owe Kasanda North yakakasizza bino nti tanafuna bbaluwa yonna yadde obubaka obuyita okwetaba mu lukiiko luno, nagamba nti era tabadde wakugendayo kubanga banne abagenda agamba nti bagenda kukima bilagiro kuva wa mukulembeze wa Ggwanga sso ssi kuteesa nga bwe bagamba.

Ye Omubaka James Waluswaka owa Bunyole East  yategezezza nti ekiteeso kye nkola y’okusimba mu mugongo nga balonda mu kamyufu k’ekibiina kyabwe nayo yakubeera ku mwanjo nnyo wakati mu kuteesa era nagamba nti ye kennyini yagenda okusosotola ekiteeso kino, ate nga kyamanyi banne bajja kukiwagira.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: nrmYoweri Kaguta Museveni
Previous Post

NRM party parliamentarians to meet Museveni at State House

Next Post

Who needs Abenakyo? Kiwanda turns to Miss Tourism for Tulambule campaign

Next Post

Who needs Abenakyo? Kiwanda turns to Miss Tourism for Tulambule campaign

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....