EYALI akulira ekkitongole ekikessi mu Poliisi Col. Ndahura Atwooki atereddwa ku kakalu ka Kkooti y'amaggye etuula e Makindye, naalagirwa obutetantala…
ABAKULISTAAYO mu Bulabirizi bwe Busoga baakeredde mu kiyongobero oluvanyuma lw'okuwulira amawulire nyi eyali Omulabirizi waabe Dr. Cyprian Kakuni Bamwoze afudde.…
EKIZIMBE kya satellite beach e Mukono kye kimu ku bizimbe ebisinga obukyafu mu kibuga kye Mukono, yadde nga kiriko abantu…
TUKULETEDDE munnamaggye, munnansiko Lt. Gen. Proscovia Nalweyiso omukulembeze we Ggwanga Yoweri Kaguta Museveni gwe yakuzizza okuva ku ddaala lya Major…
MU buyinza obumuweebwa nga Ssabaddumizi wa maggye ow'okuntikko, Gen. Yoweri Kaguta Museveni era nga ye mukulembeze wa Uganda akakasizza amaddaala…
Omubaka wa Kyadondo East mu Palimenti Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) abakanye ne ddimu ly'okuddamu okuzimba amayumba g'abantu b'okukyalo Lusanja…
BANNAMAWULIRE ba BBC abakwakwatiddwa Poliisi mu kiro ekyakeesa olw'okuna wamu ne Mukyala wa Munnamawulire Solomona Serwanja ne baggalirwa ku CPS…
EKITONGOLE ky'amawulire ekya NBS munnamawulire Solomon Serwanja gy'akolera kyanukudde ku mbeera y'okukwata Mukyalawe ne bannamawulire ba BBC abalala, abakwatiddwa mu…
ABAVUBI ku myalo egy'enjawulo mu Ggombolola y'e Ntenjeru e Mukono batandise okuganyulwa mu nkola ey'okuwummuza ennyanja gye baatandika gye buvuddeko…
GAVUMENTI egenda kuleeta ebbago mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu eligendereddwamu okulambika abasawo b'ekinansi wakati mu kukola omulimu gwabwe. Ebbago lino…
MU kiro ekikesezza olw'okuna ab'ebyokwerinda baanzinzeeko amaka ga munnamawulire Solomon Serwanja ne batamusangayo, ate bwe bukedde ku makya ne baddayo…
POLIISI bikyagisobedde ku ngeri y’okukwatamu omusango omuyimbi Catherine Kusaasira gwe yaloopa munnamaggye Gen. Kasirye Ggwanga, ng’amulanga okuggyayo emmundu n’akuba amasasi…
PULEZIDENTI Yoweri Museveni awubyeeko olubu lwe kigere mu Lubiri lwa Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi olusangibwa ku kyalo Banda…
PULEZIDENT Yoweri Kaguta Museveni era nga ye Ssentebe w'ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM ayise ababaka b'akabondo ka NRM mu…
ABATUUZE abasoba mu 800 ku kyalo Kitovu ekisangibwa mu gombolola ye Mafubira mu Disitulikiti ye Jinja basattira oluvanyuma lwa ssentebe…
Sign in to your account