• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ekizimbe kya Satellite beach kisusse okutuwunyirira, Abasuubuzi abakolerako balajanye

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
7 years ago
in Business, Luganda, National, News
10 0
ShareTweetSendShare

EKIZIMBE kya satellite beach e Mukono kye kimu ku bizimbe ebisinga obukyafu mu kibuga kye Mukono, yadde nga kiriko abantu abakikolerako bangi ddala.

Ekizimbe kino kiriko Banka bbiri okuli  FINCA ne Bank of Baroda naye kyewunyisa nti tekirina kifo kikyamirwamu kyamulembe (Toilet) era nga obusiko obukirinaanye abantu abasinga bwe bakozesa okweyambiramu.

Kino kiliko buli kika ky’abyabusubuzi, bu wooteeri obutunda emmere, zi saluuni, amadduuka agatunda engatto, ebifo awakubirwa ebifananyi, ebbaala ennene nga kwotadde ne kifo awategekerwa ebivvulu.

Waggulu waakyo eriyo zi kabuyonjo nga wadde zaali nnungi mu biseera bye mabega, kati zonna zaayononeka era nga ziwunya ekivundu ekyamaanyi kyokka ekyewunyisa nga zaakusasulira.

Emu ku kabuyonjo eyayabika evululira wabweru .

Wansi eriyo kabuyonjo endala ey’okusitamako egendamu abantu abakolera wansi, naye eky’enyamiza nkyafu nnyo ate nga yakusasulira 300/= ne 500/= buli agendayo.

Bwotunulira ekizimbe kino mu maaso olaba nga kilabika bulungi era nga kisikiriza omuntu aba akiyitako  naye bwotuuka munda ne wabweru waakyo, tokkiriza nti amatiribona agali wabweru ogagerageranya ne munda.

Emidumu gyakyo egitambuza kazambi gyonna egisinga gy’ayabika era nga givulula saako n’okuwunya ekivundu ekyamaanyi ate nga n’obubi bwonna buvulula kungulu.

[/media-credit] Emu ku ntuumu za kasasiro emabega we kizimbe

Emabega waakyo eriyo entuumu ya kasasiro ensowera ne nvunyu mwe byetaayiza, ate nga kivaamu amazzi agawunya ekivundu agakulukuta, ekireseewo okutya nti bino byonna byandivaako eddwadde eziyinza okuzinda abatuuze abakolera ku kizimbe kino nga kwotadde n’abalinanyewo.

Abatuuze abakikolerako bagamba nti bamaze ebbanga lya myaka nga 10 nga beemulugunya ku nsonga y’obukyaafu eri abakitwala kyokka nga  tebafaayo.

Nga n’olumu baayagala okukiggala naye bannanyinikyo ne babatisatiisa okubagoba ssinga bakikola.

Baagezaako okwekubira enduulu eri abatwala eby’obulamu mu Munispaari ye Mukono, naye tebafuna kuyambibwa.

Ekizimbe nga bwe kifanana emabega.

Akulira eby’obulamu mu Munisipaari ye Mukono Dr. Anthony Kkonde bwe yatuukiriddwa ku nsonga eno yagambye nti bagenda kulambula ekizimbe kino era bawe ebilagiro eri bannanyini kyo babeeko bye batereeza, nga bwe kinabalema mu wiiki emu yokka ekizimbe kyakuggalwa.

Satellite Beach Building yali ya Musubuzi Joseph Kayiwa oluvanyuma n’akiguza Omusubuzi Moses Kalangwa kati akiddukanya.

[/media-credit] Kabuyonz’awansi ez’okusasulira.

Kawefube w’okwogerako ne Moses Kalangwa yagudde butaka olw’obutakwata ssimu ye emanyiddwa.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share118Tweet1SendShare

Related Posts

News

Stanbic Bank Empowers Clients’ Gen-Z children with Financial Literacy Skills

8th September 2025 at 15:49
National

Faith, Purpose, Wealth, and Integrity Take Center Stage at Youth Summit 2025

8th September 2025 at 12:50
RR Pearl Tower
News

RR Pearl Tower demonstrates Dr. Sudhir business leadership in Africa

8th September 2025 at 11:55
Next Post

Lusanja evictions: High Court gives Kiconco go ahead to sue evictees

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    322 shares
    Share 129 Tweet 81
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    225 shares
    Share 89 Tweet 56
  • Has Sudhir named ‘RR Pearl Tower One’ As A Landmark Memorial to Rajiv Ruparelia?

    83 shares
    Share 33 Tweet 21
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    80 shares
    Share 32 Tweet 20
  • Ruparelia Group Unveils New Barge to Boost Logistics for Paradise Island Resort

    53 shares
    Share 21 Tweet 13
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Stanbic Bank Empowers Clients’ Gen-Z children with Financial Literacy Skills

8th September 2025 at 15:49

Faith, Purpose, Wealth, and Integrity Take Center Stage at Youth Summit 2025

8th September 2025 at 12:50

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Stanbic Bank Empowers Clients’ Gen-Z children with Financial Literacy Skills

8th September 2025 at 15:49

Faith, Purpose, Wealth, and Integrity Take Center Stage at Youth Summit 2025

8th September 2025 at 12:50

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda