BUGANDA ekyakungubagira John Mulumba Luswata 80, taata wa Nnaabagereka agenda okuziikibwa enkya ku Lwokubiri e Nkumba ku lw’e Ntebe. Wano…
PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni awaddeyo obuwumbi bwe nsimbi za Uganda 3 eri ebibiina bya bavubuka eby'okwekulakulanya eby'enjawulo okuva mu Disitulikiti…
SSENTEBE wa disitulikiti ye Lwengo George Mutabaazi alangiridde nga bwatagenda kudda mu by'abufuzi bya Disitulikiti eno nga agamba nti bamuleke…
AKULIRA akakiiko k'amaggye ag'okuntikko mu Ggwanga lya Sudan era nga ye Minisita we by'okwerinda Awad Ibn Auf asazeewo okudda ebbali…
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Gavumenti obutateeka bukwakkulizo bungi ku muyimbi omuto Patrick Senyonjo amanyiddwa nga Fresh Kid,…
ABAVUNAANIBWA ogw’okutta Andrew Felix Kaweesi bagguddwaako emisango emirala mukaaga gyonna nga gyekuusa ku nsonga z’okukukusa abaana. Kiteeberezebwa nti baabagya mu…
ABANTU abakozesa oluguudo mwasa njala oluva e Kampala okudda e Jinja balaze obutali bumativu olw'oluguudo luno olw'onoonese nnyo, era nga…
EBITONGOLE bye by'okwerinda eby'enjawulo ebyatereddwawo omukulembeze we ggwanga okusobola okuzuula abantu abaabadde emabega w'okuwamba omukyala munnaNsi wa America Kimberly sue,…
Kayunga Hospital is to be officially handed over to the government of Uganda by the end of this year. The…
OMULIMU gw'okuzimba eddwaliro lye Kayunga gutambula bukwakku, era kikakasiddwa nti ligenda kukwasibwa Gavumenti ku nkomerero y'omwaka guno sso ssi mwaka…
OMUBAKA wa Gavumenti mu disitulikiti ye Luweero Feibe Namulindwa alabudde bannanyini mabbaala abefunyiridde okukozesa abaana abawala abato okukikomya kuba babatyoboola…
ABATUUZE ku byalo 3 mu Gombolola ye Kimenyedde e Nakifuma mu Mukono ge bakaaba ge bakomba oluvanyuma lw'okufuna amawulire nti…
PALIMENTI kyadaaki ekakasizza omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi ku kifo ky'obumyuka bwa Ssentebe wa kakiiko akalondoola enkola y'emirimu mu…
OMUBAKA wa Kyadondo mu Palimenti Robert Kyagulanyi Ssentamu era nga ye mukulembeze w'ekisinde ki People Power awabudde akulembera oludda oluvuganya…
ABAVUBI mu Disitulikiti ye Buvuma basazewo boongezeeyo akeediimo kaabwe olw’ebbeeyi y’eby’enyanja okugwa nga bagamba nti kuluno Pulezidenti Museveni amale kuvaayo…
Sign in to your account