• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Monday, January 30, 2023
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Pulezidenti Museveni awadde abavubuka obuwumbi 3 okuva mu Disitulikiti 35

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
15th April 2019 at 13:18
in Luganda, National, News, Politics
0 0
0
42
SHARES
0
VIEWS
ShareTweetSendShare
PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni awaddeyo obuwumbi bwe nsimbi za Uganda 3 eri ebibiina bya bavubuka eby’okwekulakulanya eby’enjawulo okuva mu Disitulikiti 35 okwetoloola eggwanga.
Ensimbi zino azibawadde mu kawefube gwalimu ennaku zino, gwe yatongoza gye buvuddeko okusobola okumalawo ebbula lye mirimu mu Bavubuka abali mu Ggwanga.
Kino kyabikkuddwa Muky. Valentine Kasaija omuyambi we ku nsonga za bavubuka mu maka g’omukulembeze ku lw’omukaaga, nategeeza nti ensimbi zino bagenda kusooka kuzikozesa kubangula bavubuka 10 okuva mu buli Disitulikiti nga bano be bagenda okubangula banaabwe abalala ku nkozesa yaazo.
Yanyonyodde nti bano bagenda kubayigiriza okukola Ssabuuni, ebizigo bya bakyala eby’enviiri, okutungisa ebyalaani, abakola ku kuyoyoota abakyala n’obukugu obulala era nga batandika n’omwezi gw’okutaano.

“Tukizudde nti abavubuka bambi balina ebintu bingi bye basobola okuyigirizibwa okukola n’ebafunira ddala emirimu mwe bajja ensimbi ezibabeezaawo naye nga tebalina busobozi, naye kawefube ono we tunamumaliriza nga ebimu ku bibuuzo bya bavubuka bididdwamu, kubanga buli betugenda okutendeka bwe bamala okuyiga nga tubawa ebyuma nga batandika okwekolera.” Kasaija bwe yagambye.

Omwaka oguwedde Pulezidenti Museveni yatongoza ebibiina 10 era nga bino byaweebwa ensimbi okusobola okutandikawo bu bbanka obutono obumanyiddwanga SACCO ne kigendererwa eri abavubuka okwewolamu ensimbi bazikozese ku magoba amatono ddala.

Ebimu ku bibiina eby’atongozebwa mwalimu Katabi Artisan Sacco, Namasuba Furniture Makers SACCO, Najja One Furniture and Metal Works Sacco, Kabuusu Weilders and Traders Sacco, Kibuye Drivers and Conductors Sacco, Lubiri Lorry Drivers and Co-Drivers Sacco, Busega United Timber and Sellers Sacco ne Busega Weilders Sacco.
Museveni era yawa abavubuka b’omuGhetto e Kamwokya obukadde 100, bwe beeyama nti baali bagenda kugula ebyuma ebyoza emmotoka saako n’okutandikawo emirimu egy’enjawulo.

Kinajjukirwa nti mu Bajeti y’omwaka 2018/ 2019 mwatekebwamu akeesedde kamu n’obuwumbi 119 nga zino zaali z’akuweebwa bavubuka babeeko bye batandika okukola okusobola okumalawo ebbula lye mirimu.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: Gen. MuseveniValentine KasaijaYouth Groups
Previous Post

Two arrested over murder of colleague during a bar brawl

Next Post

Man sues parents for throwing out porn collection worth Shs108 million

Next Post

Man sues parents for throwing out porn collection worth Shs108 million

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In