Kizito Moses Buule

1356 Articles

Aba Chakig Echo-Tourism Centre batandise ekifo awakuumirwa ebisolo by’omunsiko

ABAKULIRA ekifo kye by'obulambuzi ekimanyiddwanga Chakig Echo-Tourism Centre ekisangibwa ku kyalo Nakoosi mu Gombolola ye Nakisunga e Mukono, batandiseewo ekifo…

2 Min Read

Abakadde b’eMukono bagenda kufuna abababudabuda, Dr Ddumba

Entegeka empya egendereddwamu okuzzaamu abantu abakuze mu myaka amaanyi ne ssuubi mu Disitulikiti ye Mukono wakati mu nnaku zaabwe ezisigaddeyo…

2 Min Read

Bobi Wine enkolaze zonna za Mbabazi, Tamale Mirundi

EYALI munnamawulire wa Pulezidenti Museveni Joseph Tamale Mirundi agamba nti singa omubaka wa Kyadondo East mu Palimenti Robert Kyagulanyi Ssentamu…

2 Min Read

Abalina ebitabo ebingi enguzi ebalemye okulwanyisa kati njagala busobozi, Museveni

PULEZIDENTI Museveni agambye nti ofiisi ya Kaliisoliiso wa gavumenti erimu kawuukuumi kye yava asalawo okulondayo obukiiko obulala mu ofiisi ye…

2 Min Read

Mutwongere ku nsimbi zemutuwa tezimala, Abaliko obulemu balajanidde Gavumenti

EKIBIINA ekigatta ebibiina by’abantu abaliko obulemu mu ggwanga ekya NUDIPU kiwanjagidde Gavumenti okubongera ku ssente basobole okuzikozesa mu kibiina kyabwe…

2 Min Read

Pulezidenti Museveni awadde Abasodokisi obukadde 300 ez’okuzimba lutikko n’abakubiriza ku kye nyingiza y’omumaka

PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni asabye Klesia y’abasodokisi okukubiriza abakkiriza okwenyigira mu njiri ya gavumenti ey’okweggya mu bwavu nga batandikira kweebyo…

2 Min Read

Teddy Bugingo yalabiseeko mu kusaba ku Canaan Land abagoberezi ne bafa essanyu

MUKYALA w'omusumba Aloysias Bugingo Teddy Naluswa Bugingo yalabiseeko mu kusaba kwa Ssande abagoberezi ne bafa essanyu. Ono abadde amaze ekiseera…

2 Min Read

Omusumba Sebuguzi naye alumirizza Nantaba okubawukanya ne Bugingo, Yali tayagala musemberere

OMUSUMBA Martin Sebuguzi eyayawukana ne n'omusumba Aloysias Bugingo gye buvuddeko naye avuddeyo nayatula ekyama nti naye ekyamwawukanya ne Paasita Aloysius…

2 Min Read

Mukomye okututulugunya nga tukola emirimu gyaffe, Bannamawulire

BANNAMAWULIRE abegattira mu bitongole eby'enjawulo mu Ggwanga bavuddeyo ne bambalira abitongole bye by'okwerinda bye bagambye nti bisusse okubatulugunya wakati mu…

2 Min Read

Ababaka abayekera ba NRM bagenze mu kkooti ku kya Museveni obutavuganyizibwa mu kibiina

ABABAKA abakazibwako okuba abayekera b'ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM baddukidde mu kkooti nga bagisaba esazeemu okusalibwawo okwakolebwa akakiiko k'ekibiina…

2 Min Read

Bobi wine atwaliddwa Luzira okutuuka nga 2 omwezi ogujja

OMUBAKA wa Kyadondo East mu Palimenti Robert Kyagulanyi Ssentamu ennaku 5 eziddako agenda kuzimala mu kkomera e Luzira oluvanyuma lw'omulamuzi…

1 Min Read

Munonyereze ku ngeri omuwandiisi wa Kkooti Fred waninda gye yakubyemu bannamawulire

OMUWANDIISI we kitongole ekilamuzi Esther Nambayo asabye ekitongole ekivunanyizibwa ku nzirukanya y'emirimu ku Kkooti z'eGgwanga okunonyereza ku bigambibwa nti omukozi…

1 Min Read

Aba UBC bagudde mu bintu, Palimenti ekkirizza okubawa obuwumbi 18

OLUKIIKO lwe Ggwanga olukulu lukkirizza gavumenti okuwa ekitongole kya leediyo ne ttivvi y’eggwanga (UBC) obuwumbi 18 zikiyambeko mu kwezza obuggya…

1 Min Read

Tanga Odoi manya w’okoma tolina kifo mu Gavumenti, Minisita Sarah Opendi

MINISITA omubeezi ow'ebyobulamu Sarah Opendi alabudde akulira akakiiko ke by'okulonda mu kibiina kya NRM Tanga Odoi okukomya okutiisatiisa abalonzi mu…

1 Min Read

Bobi wine akwatiddwa, atwaliddwa ku Poliisi ye Naggalama

OMUBAKA wa Kyadondo East mu Palimenti Robert Kyagulanyi Ssentamu enkya ya leero akwatiddwa bwabadde agenda okweyanjula ku kitebe kya bambega…

1 Min Read